Kulubereberye waaliwo Kigambo si ku vunuula
Abantu abasooka, mu abo fenna tu kikirirwa, bagwa kubanga bawulilisa omulabe eya kyamya Ekigambo eri kawa na tekawo obulimba obwasooka ku nsi. Ekyo kimanyidwa. Fenna tumanyiridde bye bimu naye tetuwangude kugezessebwa mu kukemebwa kwaffe. Fenna twazalibwa mu buntu okujja mu nsi eno, nga bwe kyali mu kugwa n'olwekyo okufa kwajja eri ffe fenna. Wadde ng'omulimo gw'obununuzi gwali gumaze okugwa omulabe akyamya Ekigambo kya Katonda eri abo abakkiriza mu butuufu, okulaaga obulimba bwe obw'enzikkiriza Ekkanisa etuufu esigaziza akeseera katono mu nsomesa entuufu ey'obwa Katonda. Okwenenya "Mukama omu, Okukkiriza kumu, Okubatizibwa kumu" (Abaefeso 4:5) yatekebwa ku mabali n'abalimba. Okusingira ddala omutume pawulo yawakanya abasomesa bobulimba abayigirizanga esomesa ekyamu eyatandiikibwa n'omulabe. Yatebereeza nti abasaja balisituuka, nga bakyamya, ekibawo mu kifo kyo kubulira okutesa kwonna okw'aKatonda mwekumenga mwe mweka n'ekisiibo kyonnaOmwoyo omutukuvu mwe yabateka mwe okuba abalabirizi okulundanga ekkanisa y'aKatonda gye yeegulira n'omusaayi gwe yennyini (Ebikolwa bya batume 20:24-32). ye n'abatume abalala balabula eri abo abali leta egyawukana, nga bava ku gigiriza entuufu.
Nti byonna bidaayo mu lusuku lwa Eden gye byatandikira. Mukama Katonda ya yogera mu lwatu nawa okulabula, "naye omuti ogw'okumanya obulunji n'obubi togulyangako: kubanga olunaku lw'oli gulyako tolirema kufa." (Oluberyeberye 2:17).Katonda emirembe gyonna ategeeza kya gamba era agamba kya tegeeza. Omulabe akyamya na fuusa ebintu, ababuza ebibuzo n'agamba, "nti bwati bwe yayogera Katonda temulyanga ku miti gyonna egy'omulusuku? Kubanga Katonda amanyi nti olunaku lwe muli gulyako mwe, amaasogamwe lwe galizibukanamwe muli banga Katonda okumanyanga obulunji no bubi." kituufu, we kya beerawo, amaaso gabwe negazibuka (Oluberyrberye 3:1-7), naye okuyita mu kugwa ne bayimirira bukunya n'ebeyawula ku Katonda. Amalagala ge miti gali te gamala okubikka ensonyi zabwe era tekigasa muntu yenna leero agezaako okwebikka ensonyi y'okugwa kwe kkanisa n'amalagala g'emiti ag'enzikkiriza.
Omulabe bulijo ajiira ddala nga Malayika ow'obutangavu (2 Abakkolinso 11)era naye agamba, "Nti kyawandiikibwa!" byombi bisikkiriza, ekituufu ne ki kyamu. Ekituufu ne kya namadala ekimu kivila ddala n'Omwoyo gwa Katonda era bulijo gu kakasa okuba omutuufu, kubanga "…naye abantu baayogeranga ebyava eri Katonda nga bakwatiddwa Omwoyo omutukuvu" (2 Peteero 1:20-21).
Twawebwa okulaburwa okuva eri Katonda kwe byo ebiribaawo:
"Naye Omwoyo ayogera lwatu nti mu nnaku ez'oluvannyuma walibaawo abaliva mu kukkiriza, nga bawulira emyoyo egikyamya n'okuyigiriza okw'abasetaani." (1 Timosewo 4:1).
"Kubanga ebiro birijja lwe batalikkiriza kuwulira ku yigiriza kwa bulamu; naye, amatu nga gabasiiwa, balikuggaanya abayigirizwa n'okwegomba kwabwe bo bwekuli,baliziba amatu okulekanga amazima; bali kyama okugobereranga enfumo obufumo." (2 Timosewo 4:3-4).
"Naye era newabaawo ba Nnabbi bo bulimba mu gwanga, era nga ne mumwe bwe waliba abayigirizwa b'obulimba, abayigiriza abaliyinjiza mukiso obukyamu obuzikkiriza, nga be gana ne Mukama wabwe ey'abagula, nga beereetera okkuzikirira okwangu" (2 Peteero 2:1).
Ababulizi bonna bagaala okubuzibwa obanga bogera ebitali bituufu ku "bubaka bw'obukristayo" oba obubaka obutuufu obwa Kristo. Bulyomu, obanga abulira oba awandiika, alina okwegezeesa naye awangule okugezeseebwa obanga okusikkiriza kuva mu nsibuko entuufu oba ekyamu ki salibwawo nentuufu oba egigiriza ekyamu.Tekimala okuba mu bumalirivu mu kubo lyo mwenyini. Kaakano tulina okumanyana bulyomu watekeddwa ne byawandiikibwa ebitukuvu byenyini, kulwa "Ebyawandiikibwa byonna biweebwa n'okulungamya kw'aKatonda, era kigasa olwokuyigiriza, olw'okwenenyanga, olw'okuterezanga, olw'okubuliranga okuli mu butukirivu omuntu w'aKatonda alemenga okubulwa kyona kyona, ngalina ddala byonna olw'omulimo omulungi" (2 Timosewo 3:16-17). Obuwangwa bwe nzikkiriza mu byawandiikibwa bikozeseebwa nga kya kwebikka naye kulagibwakwako kutekebwawo mu bukyamu, te kusobola ku yimirira eri Katonda. We kwe kebejjebwa kwonna, bangi ebiseera ebimu abanzikkiriza basigaza kyakwebika kungulu. Tulina okwawula nti waliwo ensi ezawukana ensi Ekigambo eky'amazima, Omuli obulamu ne binjji ebivuunulwa we biri, Omuli okufa.
Omutume Pawulo yayagala okulaga Kristo, omugole omusaja ow'omuggulu, ne ekkanisa entuufu ey'omugole etakwatibwako, mu beera y'emberera, nga tenakola bukaba bwa mwoyo. Nga awa ebyokulabirako eri kawa n'omusota ogw'amulimba nalaaga okwagalakwe nti n'abakkiriza abagonvu betegevu okuwuririza obanga Yesu omulala alangirirwa, enjiri endala ebulirwa n'omwoyo omulala guli ku mulimo (2. Abakkolinso 11). naye ani akitekawo kaakano nti fenna tuli banji oba batono twazalibwa mu bulimba bw'obukristayo? Nabo abatamanyi basigaala mu gigiriza ekyamu balina okuwaabirwa n'okusomozebwa. Obutamanya bwomwoyo tebukujja mu musango. Bonna ababulira enjiri y'obulimba bandi, nga we buvudeko, kigerageranyisibwa n'ensimbi ezitali tufu. Wo kwatibwa, omuntu alina okubonerera eri ebyo ebivamu wade nga teyetabye mu ng'omutu mu byo kujingirira.
Abakkiriza mu bulamba mu butakisusubiriza mu bwangu nga bagwa mu mutego gy'omulabe, nga bakkiriza ebintu ebitekebwa wansi n'abasaja ba makkanisa. kawa teyasubira kivamu kya kabenje ng'omusota we gwa kyamya Ekigambo kya Katonda eri kawa n'obulimba bwe obw'obutwa. Naffe tetwakikakasa nga tekinaba, okujjako nga tuzalidwa omulundi ogw'okubiri ne tunyikibwa. Omulabe yatandiika okuwakana, "nti, Katonda yagamba…? ya sigaala n'esomo, naye si na mazima g'Ekigambo nga we kyava mu kamwa ka Katonda. Kuva kw'olwo ne kaakano obulimba okukyamya okunene mu nsi y’enzikkiriza. Setaani talina mutwe gwe ku bubwe – ekyo abantu abasinga kye batamanyi. Setaani ateka abantu mu kukubaganya ebirowoozo ku nsonga y'enzikkiriza eza maddiini. Setaani atwala ki e'kigambo kye kiyigiriza na kifuusa na kitunuza wansi. Setaani yejuzaako amasomo g'aBaibuli ku Katonda, ku Kubatiza, Ku kulya okw'egulo okw'aMukama, nebilala. Naye abibalaga mu butali mu byawandiijibwa eri abantu n'abasikkiriza oku kikkiriza. Atuyukirira ne, "Kyawandiikibwa", nga bwe yakola mu Matayo 4. Mu nnaku ezo yakozesa eby'awandiikibwa, naye ya bijja mu butuufu bwabyo – naawo okukemebwa kwenyini we kwalabisibwa. Kye kimu ky'akola ne kaakano, naye nga bano abakulu b'amakkanisa tebanakiteegera, kubanga bamusubiriza okubeera awantu awalala. Eri abamu yandiidiganyemu Matayo 28:19, n'abalala yandikozeseeza Yokaana 20:23, naye teyandi sonze ku Ebikolwa by'abatume 2:38. Bulijo atwala "kyawandiikibwa" okuva mu kinyusi. Aliteka ekitundu kimu ekyebyawandiikibwa omu ku wakanya ekirara. Naye Omwoyo gw'aKatonda gwo bulijo kulaaga ekyandiikibwa kimu eri ekilala ne kitekawo edembe wakati w'abyo.
Setaani teyegana Katonda oba Kigambo kye. Abeera n'abantu emisana n'ekiro, okusingira ddala n'abo abali mu matendekero ga Baibuli ne mu kwekunganya mu kusoma ebya Baibuli n'abano abakulembeera enzikkiriza za amakkanisa, okubatekamu egigiriza mu ngeri gyalabamu ebintu. Mu lusuku edden okugwa mu kibi kwamalirizibwa mu mubiri olw'okulimbibwa, wansi we kyo ensi yonna ekyabonerera no lwa leero. Mu kkanisa kwe kugwa okuva kw'oyo Katonda omu ow'amzima n'eKigambo kye okuva mu butali bugonvu, okukulembeera mu kukyamizibwa , ekkanisa w'ebonabona okutuusa ne kaakano.
Mu mateeka agasooka egebyenfuna mu 325 nga Kristo amaze okufa. Ku nicea, 250 abakyiise ababakristayo enjawukana ez'enjawulo bali bakubaganya ebirowoozo ku masomo ga Baibuli, okusingira ddala ku Kristo N'o bulamba bw'aKatonda. Lwaki, kwekyo tulina okukirizibwa okubuza, nti ba nnabbi n'abatume tebakubaganya birowoozo ku masomo gano?
Kyandibadde kitya Eggulu lyonna okukaaba ne geyeena yonna yassanyuka, nga omulangira w'ensi eno w'eyawangula mu kujja Ekigambo ky'aKatonda mu ntegeka y'aKatonda n'agiisikiza n'egigiriza z'abantu ze ba gunjawo, ez'agujibwa n'anbo abatategeera Katonda nga abantu! Ekyegeyeena, obukafiri – n'edowooza y'okunyonyereezenyo kyafuga bajjajja ba makkanisa. Teri n'omu ku bo eyalina okutegeera mu lu arami ne mu lulimi olu hebulaniniya okusobola okukakasa ekituufu kyenyini ekiwandiike, teri n'omu ku bo mu mazima ey'ategeera empisa z'endagano enkadde mu kulaga entegeka y'obulokozi, teri n'omu kubo eyategeera Katonda wa isiraeri. Bonna bakkiriza obukristayo nga enzikkiriza, naye te bafuna bumanyirivu Kristo nga mulokozi ate Mukama. Teri n'omu kubo yasobola okwogera ku kuyitiibwa kw'aKatonda. w'osoma ebyafayo by'ekkanisa, osanga nti bano – ab'eyita bajjajja b'ekkanisa awatali kye basuubira bakyaawa abayudaaya, nga balangirira ebikambwe eri bo. Ignasias okuva antiochia yali mumulisa wa toki mu ku siga ensigo ekyamu. Y'agobeererwa justinian, hippolyt, Cyprian, Gregor owe nyssa, Origenes, Augustin, nga ne tertullian ne Athanasius, okutukira ddala eri Chrysostomos and Hieronymus, nebilala.Okuva mu mwaka 441 nga Kristo amaze okufa. Leo ow'amanyi, ye okuva mu ndaba y'aba porotestanti atunulirwa nga eyali papa ey'asooka, yakozessa obuyinza bwe, n'abuwaniika waggulu bwonna. Tewali kilala naye bikolimo, Okuwaabira n'okujjawo abayudaaya kw'aliwo wansi okusikkirizibwa kw'abakulembeze b'amakkanisa. Okusikkiriza okw'asooka okw'a bajjajja b'ekkanisa, nga bwe b'amala n'ebayitibwa, bw'ekityo ky'eyongereera ddala mu mwaka 321 nga Kristo amaze okufa. Constantini we yalangirira nti abayudaaya balina okukuma olwa sande ne baganibwa okukuma olw'omukaga. Amasinziizo mangi ga bajibwaako ne gakozeseebwa nga amakkanisa. Setaani ekyamya ebiwandiiko by'endagano empya eri bano abajaguibwa bajjajja b'ekkanisa ne b'abasikkiriza okulangirira abayudaaya okuganibwa "abatemula Kristo" ne b'aba kolima. Buli akolimira isirayiri akolimirwa n'eKatonda (Okubala 24;9)
Oluvanyuma lwa Ceaser Theodosius (347-395 nga Kristo amaze okufa) balangirira mu gw'okubiri 28 mu mwaka 380 nga Kristo amaze okufa. "N'enzikkiriza y'obusaatu" okuba nga ye yoka "ezikkiriza y'egwanga" n'amateeka ga constantinople ga kikakasa mu gw'okutano 381 nga Kristo amaze okufa., abatuuze bonna bakakibwa mu kyo. Mu kutambula kw'okubulira kw'omubisawe wakati wa 1095 ne 1291 nga Kristo amaze okufa – egyo emyaka ziri wansi we myaka ebikumi ebibiri – obukadde 22 obwabantu bwatibwa n'eno ekkanisa y'egwanga. "Deus lo vult" – "Katonda ayagala ekyo" kwe kwali okukaaba kw'okusala kwa Gottfried okwa Bouillon. Ekiragiro eky'okubulira okw'asooka okw'omubisawe kwawebwa ne papa ow'ekibuga 11 mu linnya lya Kitaffe n'ely'omwana n'ely'omwoyo omutukuvu, nga batuma abasaja 35000 okutwala ettaka entuukuvu. N'omusalaba kweyatekeebwa mu mukono ogumu n'ekyambe eky'okusalirako mu mukono omulala okubulira kuno okw'omubisawe kwo kwali kuutiraddala bantu wadde nga, n'okugezesa kw'omusaayi kwali kukulembeera ddala mw'ekyo n'okuyita mu mirembe gy'enzikkiza, wakati wa 50 ne 60 obukadde bw'abantu bwe buteberezeebwa okuba abafuuka abajulizi , abasalibwa ne "kkanisa y'obusaatu", ne muyo mwenyini mwalimu "amanyi ge ggwanga" okuva mu kyasa kyo 9 mu bwakakaba bwa baruumi obutukuvu.
Buli kuyiganyiisibwa okw'abayudaaya mu biseera by'abakristayo n'abo bakivunanyiisibwako abawandiisi bangi bagezeezako okunonyeereza okulabira ddala ani avunanyiisibwa ku bayudaaya obukadde 6 abatiibwa. Nkumi z'emyaka zi yiise wansi w'okufuga kwa ba prussian – protestanti awatali kuyiganyiisibwa kwonna okw'abayudaaya. Omuntu yenna ey'asoma ebitabo eby'awandiikibwa ne Daniel Goldhagen n'abawandiisi abalala bamanyi nti ekkanisa y'abaruumi eri wansi w'okusubiriza. Eno ensigo ey'okuwakanya abayudaaya eyasigibwa okuvira ddala mu nnaku z'abajjajja b'ekkanisa mu kyasa kyo 4 yasasanira ddala nnyo nate, n'akyo mu Martin luther, ab'aprotestanti, ekkanisa ya Orthodox ne mu bukristayo bwonna obw'a tekebwaawo. Omusaayi gw'abo abayudaaya bonna abattibwa awatali musango.(Okubikkulirwa 6:9-11).
Nga ebyafayo we bikakasa, entalo zisiibukira ddala ku byobufuuzi; okuyiganyiisibwa, kwo, bulijo kubadde kusiibukira ddala ku nzikkiriza. Okwokya kw'abantu mu bunji, nga abaana n'abakade te ba sasirwa,"ebibinja by'amatendekero ag'okuboneereza" okusingira ddal mu spain, ebyafayo byonna eby'abajulizi kisobola okubalibwa ku "Ekkanisa ey'obusaatu ey'eggwanga" ey'eroma n'abakyise ba yo. Mu biseera bye "Mirembe gy'ekizikkiza" nga Ekkanisa y'a baruumi y'asaliranga abantu ogw'okufa mu kufuga kwayo awatali dembe ly'abantu, n'abantu okutegeera edembe ly'abwe, enzikkiriza, okukkiriza, okwogeera oba okuwandiika. Okwokebwa kw'abo abayitibwa abalogo okuva 1430 kyabalibwa nga ky'atwala obulamu bw'abantu emitwalo mukaga. Mu kutta kw'abantu okw'omutukuvu Bartholomew nga 23/24 ogw'omunana, 1572, mu bufalansa, wakati w'emitwalo ebiri n'esaatu ez'abaprotestant abayiganyiisibwa ba tibwa mu kiro kimu. Ebaibuli, ekitabo kyoka eky'amazima ku nsi, tekiteka bajulizi mu kubaririra kw'eggwanga. Tewali asobola okugamba, "nti abantu ab'aspain be bavunanyiisibwa eri okuboneereza abantu." nakyo tekisobola ku gambibwa, "nti eggwanga lya bafalansa y'egenda okuvunanyiisibwa eri okusaala okw'aba protestant." nera siwekiiri, "aba Germany bavunanyiisibwa ku kutta kw'abayudaaya ekirindi." nakyo tekisobola kutekebwaawo, "nti eggwanga ly'austria lyali kitundu ku kutta okwo kubanga hitler yali mu Austria ate Eichmann yali mu Germany – Austria." Eby'awandiikibwa mu bugonvu naye mu bugolokofu n'okweyongera ayogera emirundi minji, mu lwatu g'esonze mu kkanisa ya baruumi okuvunanyiisibwa ku musaayi gw'abajulizi, "babuloni ekinene…ng'atamidde omusaayi gw'abatukuvu" (Okubikkulirwa 17:5-6). "era n'omusaayi gw'abannabbi n'abatukuvu n'ogwa bonna abatibwa kun nsi gwalabika mu ye." (Okubikkulirwa 18:24 a.o.).
Endagano Enkadde yali mu byonna enyomwebwa n'abakulembeze b'amakkanisa n'endagano Empya te ya tegerebwa. Omu kimwetagisa okutegera amazima nti abawandiisi ab'endagano Empya batekawo omugaso omunene ku ndagano Enkadde nti bali balaga ku yo emirundi 845. n'enkolagana y'abayudaaya n'abanaggwanga ne ya mateeka n'ekisa elagibwa mu tegeka yy'obw'aKatonda okusinzira ku tekateka y'obulokozi. Okusinzira ku musango gw'ebyawandiikibwa ebitukuvu abasaja bo kuteesa okw'enjawulo bali tebali kye bali naye bali bakulembeze bazibe era nga abaklulembera abazibe. Abo ne bonna aba goberera mu bigere by'abwe bali n'okutekebwa ku ntebe y'aKatonda ey'omusango. Mu musaayi ogw'ayononebwa n'okulimbibwa "egigiriza y'obusaatu" kye batekawo, kyali kirubirirwa okulwanyiisa abayudaaya be ba gana, Obukristayo bu kya kkiriza ne kaakano. Naye Katonda tu kwatire ekisa!
Si songa yonna ey'okukkiriza, oba esomesa empya eyetagisa okutekebwa. Endagano Empya N'abatume – n'ebbanabbi okwenenya kwabwe kwali kwawandiikibwa dda, emirembe gyonna nera kusigalawo nga ekitulungamya.
Ekkanisa y'Endagano Empya yazimbibwa ku musingi omugumivu ogw'abatume n'ebannabbi, awo nga Yesu Kristo y'ejjinja eddene ery'oku nsonda (Abefeso 2:20). Pawulo, omugezi omukulu – omuzimbi ey'atumibwa n'e Mukama, yali yatekawo omusingi. Ekibuuzo kiri, ngeri kyi abalala bazimba kw'ekyo (Abakkolinso 3:10-15)? nga we ky'awandiikibwa mu 1 Timosewo 3;15, abakkiriza ab'amazima "Enyumba y'aKatonda, y'ekkanisa y'aKatonda omulamu, empagi n'entandiikwa y'amazima." Si bizimbe by'anzikkiriza eby'azimbibwa ku bulimba. Tewali nsonga n'emu mu oleyand Endagano Empya okukubaganya ebirowoozo we kwandi badewo ku Katonda kyali n'engeri gye y'elaaga. Abaddu b'aKatonda bategeera Mukama ng'abantu naye tebataganjula kwelaaga kwe. Tekyaliwo omusaja yenna ow'aKatonda ey'alowoza okwawula Katonda n'okwefula nga ye, Nga Abaibuli yonna ejulira ku bitabo 66, abantu abenjawulo kulwo kubikkulirwakwe eri abantu.
N'obumalirivu bwonna kitwetagisa okubuza, kiki ekituufu Baibuli kye somesa.
Abakenkufu mu kusoma Embeera y'aKatonda,ababuulizi, n'abano ababulizi abatambula, n'amakkanisa gonna aga ba protestant agajja mu kubawo okuva mu kuzibwa obujja okuwagira obulombolombo bwe gigiriza y'ekkanisa ya roma? Bo tebasiikiza amateeka g'aKatonda na go ag'ekkanisa? Kiki omu kyise ow'amazima ow'aKristo – oba nga mutume, nnabbi, ababuulizi, nabalala abalunda - okukola n'ebya yogerwa eby'okukkiriza eby'atekebwawo mu kuteesa okwenjawulo mu myaka bikumi egiyise? N'a kukkirizibwa ki okw'enenya bwe kutyo we kwalangirirwa "agigiriza y’abatume”?
Okwenenya n'obulombolombo bwa batume bwokka mu ku bulaga bu sangibwa mu mu kitabo ky'ebikolwa by'abatume ne mu baluwa ey'abatume mu ndagano Empya. Ebyogerwa byonna ebilala bulimba obwajja okuyita mu ku vunuula okw'obutategera eby'awandiikibwa bya Baibuli. Omulabe eyantandika mu buKristayo obwedda okukyamya n'okufuusa Ekyigambo ky'aKatonda ekituufu talekeranga ku kola ekyo. Ensi yonna ey'enzikkiriza temanyi nga yabuzuibwa nezibibwa, nga yewunya awatali kirubirirwa okutuusa nga tufunye okubikkulirwa okuva eri Katonda wadde nga ba binyumisa n'ebyawandiikibwa eby'enjawulo, esomesa yaba Protestanti yasigala nga si ya by'awandiikibwa naye nga ekya kozesebwa mu "Makkanisa ag'enjiri enzijuvu", kyoka kyabikibwa n'ebikolwa by’ababuloni. Okweyolesa okwasooka okwe kigambo kwa sikkizibwa okuyita mu ku vunuula kw'abantu n'olwekyo tekikyali ky'amanyi gye bali.