Kulubereberye waaliwo Kigambo si ku vunuula

“Ndizimba Ekkanisa Yange”

« »

Kristo alina Ekkanisa emu yokka, eyo gye yanunula era bayita okuva mu mawanga gonna, amaggwanga ne nimi zegata naye mwennyini. Omulokozi ya gamba, "…Ndizimba Ekkanisa yange…"(Matayo 16:16-18). Ekkanisa Ye mwennyini aligutuukiriza okutuusa ku lunaku lwa Yesu Kristo (Abafiripi 1:6 a.o.) "Alyoke agyereetere yennyini ekkanisa ey'ekitiibwa, nga terina bbala newakubadde olufunyiro newakubadde kyonna ekifaanana nga bino; naye ebeere entukuvu, eteriiko bulema." (Abaefeso 5:27).

Kino kye kitundu ekisinga omugaso mu byafayo. Kaakano enjiri etaggwaawo eri kubuulirwa ng'obujulizi eri amawanga gonna (Matayo 24:14; Okubikkulirwa 14:6). Ekyefaananyisisa na kino, okuyitibwa kw'abo bonna abakkiriza ab'amazima abakola ekkanisa y'omugole kuli kubeerawo. Kaakano abanja babe, "Kale muve wakati w'abo, mweyawule, bw'ayogera Mukama, so temukomanga ku kintu ekitali kirongoofu; nange ndibasembeza" (2 Abakkolinso:6:14-18). Ekiragiro kino kigya kweyongera okugobererwa n'abo bokka abalina obumanyirivu bw'okwetekateka era abali ekitundu ku kkanisa y'omugole. Mukama yatekawo obuweereza obw'enjawulo eri emirimo gy'enjawulo mu kkanisa, nga bwe kyawandiikibwa,

"Era Katonda yassaawo mu kkanisa abalala okusooka abatume ab'okubiri bannabbi ab'okussatu b'ayigiriza…"(1 Abakkolinso 12:28; Abaefeso 4:11-16 a.o.). Obuweereza bwe butyo tebutegekebwa mu ma semina naye abalondebwa ne Katonda abaddu bwe batyo ba kulemberwa n'omwoyo omutukuvu mu bintu ebikwatagana n'obwakabaka bwa Katonda, oluvannyuma lwo kufuna okuyitibwa Kwa Katonda.

Omutume Pawulo awandiika ku abo abalondebwa eri okulangangirira kw'ebyama byo'bwakabaka bwa Katonda, "Omuntu atulowoozenga bw'ati nga tuli baweereza ba Kristo era abawanika be byama bya Katonda. Era wano kigwanira abawanika, omutu okulabikanga nga mwesigwa."(1 Abakkolinso 4:1-2). N'olwekyo tulina okuwaabira bonna abalina omukono mu kuyigiriza ebitali mu byawandiikibwa.

Kiri n'okuba nga tekibikidwa okuwangula ebigezo eri Ekigambo kya Katonda. Mu biseera bye byafayo bye kkanisa okuteesa kwonna okwa Katonda kwali tekunaba kubikulwa nga bwe kuli kaakano. Nga bwe kyali mu lubereberye mu kujja okwasooka okwa Kristo bw'ekityo bw'ekiri kaakano nga tanakomawo. Mu kusooka nnabbi ey'asuubizibwa yalabika ku nsi (Isaaya 40:3; malaki 3:1), nga bwe tusanga nga bikakasiddwa mu njiri enya, omusaja ayatumibwa okuva eri katonda okutegeka ekubo lya Mukama n'okujulira ku musana ogwakira bulyomu nawo omununuzi eyasuubizibwa, masiya Yokaana ye yali ya yannjula yalabika ku nsi.

Kaakano Mukama ayogera eri ababe nga bweyakolanga, nga abalaga ebigambo byonna, okutandiika ne Musa, ne Zabbuli ne bannabbi okweyongeera n'endagaano empya yonna. Buli akkiriza bye yasuubiza mu kigambo kye, eri ye kiri mubikkulirwa era alitegeera (Lukka 24:27-49). Buli atakkiriza tasobola kufuna kubikkulirwa. Okukkiriza kwokka kwe kukulembera mu kubikkulirwa n'omwoyo. Oluvannyuma lwa Mukama nga ayogede eri abayigirizwa be okubalaga ebyama ebya kwekeebwa mu ngero, Yabuuza, "Mubitegede ebigambo bino byonna? N'amugamba nti wewaawo. N'abagamba nti buli muwandiisi eyayigirizibwa ebyo bwakabaka obw'omugulu, kyava afaanana n'omuntu alina enyumba ye aggya mu tterekero lye ebintu ebiggya n'ebikadde." (Matayo 13:51-52).

Omuweereza ayatekebwawo ne Mukama tali langa mazima ga kitundu, naye mu kutegeera okw'amazima okwe kigambo ku yigiriza okuteesa kwonna okw'obulokozi. Mu kamwa ka baddu ba Katonda bonna ekigambo kye kisigala emirembe gyonna nga ge mazima, nga bwe kyava mu kamwa ke (1 Bassekabaka 17:24). Kaakano ebintu bissatu by'egasse: ne "Mmere" ne "bwe kiri" era ne "omulimo" gya Katonda byonna ebitukirizibwa ne kkanisa y'omugole. Nga bwe kyali n'omugole omusaja bw'kityo we kiri n'omugole, "Yesu n'abagamba nti ekyokulya kyange kwe kukolanga eyantuma by'ayagala n'okutuukiriza omulimu gwe." (Yokaana 4:34).

Fenna tulina okutwala ekyo Mukama kye yali ategeeza bwe yagamba, "Omuntu tabanga mulamu nammere yokka, wabula n'abuli kigambo ekiva mu kamwa ka Katonda." (Matayo 4:4), Kubanga kyawandiikibwa, "Laba ennaku zijja, bw'ayogera Mukama Katonda, wendiweereza enjala mu nsi, eteri njala ye mmere newakubadde enyonta ey'mazzi naye enjala ey'okuwulira ebigambo bya Mukama." (Amosi 8:11). Naffe tulina okukakasa ekituufu nti buli kuvunula kw'omuntu okwekigambo kya Katonda asituula obusagwa bw'omusota n'okufa okw'omwoyo n'akyo. Tuli n'okutegeera akamaanyiso akanamadala ak'ekigambo kya Katonda mwokka okwagala kwa Katonda we kibikkulirwa. Kya mugaso munene okutegeera kiki Katonda kye yayogera ekiganda okubaawo nga tanakomawo ng'omugole omusaja. Tuli n'okubuuza nti buweereza ki obuli n'okubaawo. Ekirubirirwa ekinene ye Eriya ey'asuubizibwa, okuyita mu buweereza bw'ani ekigambo kya Katonda ekijuvu n'okwagala okwanamadala okwa Katonda kuli n'okutegerekeka nga ebiseera bye kisa te bina ggwaawo. "Yesu n'addamu nagamba nti eriya ajja ddala alirongoosa byonna." (Matayo 17:11). Obuweereza nabwo obw'okuyigiriza Katonda bwe yasuubiza mu butuufu okuteka ebintu byonna n'okugabula emmere ey'atekebwa mu tterekero ly'emmere, "Kale aliwa nate omuddu oyo omwesigwa ow'amagezi, Mukama we gy'eyasigira ab'omunyumba ye okubawanga emmere yabwe mu kiseera ky'ayo?…Mazima mbagamba nti alimusigira ebintu bye byonna." (Matayo 24:45-47). Bw'ekutyo okuzibwa obujja kubeerawo ddala, nga obuweereza bwa bannabbi webwegatta ku buweereza bw'okuyigiriza, awo ebintu byonna bizibwa mu kikula kyakyo ekyasooka.

Ebigambo ebitaliimu tebilina makulu eri abo aba by'ogera n'abo aba biwuliriza. Omutume Pawulo N'olwekyo y'awa Okulabula, "Omuntu yenna tabalimbanga n'ebigambo ebitaliimu…" (Abaefeso 5:6). Omununuzi waffe kya gamba, "Ne ndyoka ngyogera nti laba nzize mu muzingo ogw'ekitabo ekyampandiikwako, okukola by'oyagala, ai Katonda." (Abaebbulaniya 10: 7-10). Ku banunulwa naffe tusoma, "N'agolola omukono eri abayigirizwa be,n'agamba nti laba mange ne baganda bange! kubanga buli akola Kitange ali mu ggulu by'ayagala ye muganda wange ye mwannyinaze, ye mange." (Matayo 12:49-50), era nate, "Kubanga mwetaaga okuguminkirizanga bwe mulimala okukola Katonda by'ayagala mulyoke muwebwe eky'asuubizibwa." (Abaebbulaniya 10:36-39). Kaakano emmere y'omwoyo erina okutugumya tusobole okukola okwagala kwa Katonda. Okusaaba kwokka, "Okwagala kwo kukolebwe…" Si ky'amugaso eri omuntu yenna nga bwe kyali no mukulu, bw'ekityo kirina okuba n'abo bonna abakkiriza ab'omubiri gwa Kristo okutuusa okwagala kwa Katonda nga kukoleddwa okutuuka ku kutuukirizibwa.