Kulubereberye waaliwo Kigambo si ku vunuula
Omugaso gw'elinnya lya Mukama waffe nate guli labisibwa mu kamanyiso ka kwo ak'okukkiriza, okubatizibwa, era n'obulokozi obujuvu. Mu nnabbi yoweeri tusanga okutebereza nti abo abali yita erinnya lya Mukama kulw'obulokozi bw'ememe zabwe zilirokolebwa. Ekisuubizo ki soma, "Awo olulituuka buli alisaba erinnya lya Mukama alirokoka…"(Yoweeri 2:32). Mu kubuulira okw'asooka Omutume Peteero yalagirira kino ekigambo kyo bunnabbi eri obujji bw'abantu mu Bikolwa by'abatume 2 "…lulituuka…" okuyita mu mulimu ogw'amalibwa ogw'obununuzi kwavamu "…olwatuuka…" "Awo abakkiriza ekigambo kye ne babatizibwa: ne bongerwako ku lunaku luli abantu ng'enkumi ssatu." (Ebikolwa by'abatume 2:42).
Omutume yategeza Mukama y'omu oyo nnabbi yoweeri gye ya yogerako. Ku lunaku ekkanisa y'endagaano empaya lwe y'atandiikibwa yalaga erinnya nga bwe lyali lirina okubeera, "Mwenenye mubatizibwe buli omu ku mmwe nga muyingira mu linnya lya Yesu Kristo okujjibwako ebibi bya mmwe…" bwekuyo okubatizibwa okw'atumibwa bwe kwakolebwa mu butuufu eri ekkanisa y'endagaano empya. Okubatiza okw'obussatu kwa buwangwa era kuvoola okubatiza okw'atumibwa, nga we kugana erinnya. Okuyigiriza kwa Kristo, n'akwo okuli nga kwe kuyigiriza ne bikolwa eby'abatume, kusangibwa mu Kigambo kya Katonda kyokka. Okulaga Eky'okulabirako eky'aKristo ne peetero te kimala. Yenna atakkiriziganya na buli kigambo kya Katonda mu bw'enkanya si mutuufu wonna.
Eby'okulabirako bino ebya Baibuli ebiddako bigya kutulaga omugaso gw'okubatizibwa kwennyini. Omutume Pawulo y'etekamu mwennyini bwe yali ajulira, "Oba temumanyi nga ffe fenna, abaabatizibwa okuyingira mu Kristo Yesu, nga twabatizibwa kuyingira mu kufa kwe? Kyetwava tuziikibwa awamu naye mu kubatizibwa okuyingira mu kufa: nga Kristo bwe yazuukizibwa mu bafu olw'ekitiibwa kya kitaawe, bwe tutyo naffe tutambulirenga mu bulamu obuggya. Kuba obanga twagattibwa wamu naye mu kifaananyi ky'okuzuukira kwe." (Abaruumi 6:3-5). "Bwe mwaziikibwa awamu naye mu kubatizibwa, era kwe mwazuukiriramu olw'okukkiriza okukola kwa Katonda, eyamuzuukiza mu bafu." (Abakkolosaayi 2:12).
Obuwangwa obutali bwa Baibuli obwo ku fukirira obuzi ku baana abato kuyitibwa "kubatisibwa" naye mu butuufu si kwo. Ekigambo ky'oluyonani ekyo kubatizibwa "baptisma" kitegeza mu mazima "okunyikibwa ddala" – okunyikibwa mu mazzi. Kino kimanyiddwa nabo bonna abasoma ebya Baibuli. Ebintu okwononebwa ddala Ekigambo Yesu mu Yokaana 3 mu katyabagga kennyini te kyategeerebwa eri bo era ku lwekyo ba kiwa abantu mu bukyamu, "Yesu n'addamu n'amugamba nti ddala ddala nkugamba nti Omuntu bw'atazaalibwa mulundi gwa kubiri tayinza kulaba bwakabaka bwa Katonda." Ba kiggya mu kutegeza kw'akyo, ekyawandiikibwa kya vunuurwa mu bukyamu era okubatizibwa kw'abaana abato kwa lagirirwa okuba okuzaalibwa okupya n'amazi era n'omwoyo. Abato te bamanyi kintu kyonna ku kisa ky'obulokozi era eky'enkomeredde tasobola kuzaalibwa mulundi gwa kubiri n'omukolo bwe guti ogukolebwa. Bwe buuzibwa edda mu bulamu, abo abafuna okubatizibwa kw'obuto ebiseera ebisinga te bagala kuwulira ku kisa era tebagala ku wulira ebya Yesu Kristo. Eyo ejigiriza y'okubatiza etali ya byawandiikibwa ne bikolwa wano tu waabira bonna ababikola eri Katonda.
Okubatizibwa kw'akolebwanga eri abo bokka abakkirizanga, era nti bw'obanga onyiikiddwa mu mazzi. Ng'omuntu yenna nga bw'atekebwa sanduuku n'azikibwa, n'olw'ekyo oyo affa ku bubwe ne Kristo kilaga nti azikiddwa ne Kristo mu kubatizibwa (Abaruumi 6:3-11). Okusitulibwa waggulu okuva wansi mu mazzi kilaga nti azuukuka ne Kristo mu bulamu obupya. Fe tetulina nate kukubaganya birowozo ku Katonda oba ku kukubatizibwa, tulina okuteka etegeka y'obw'akatonda mu manyi nate, "Mukama waffe omu, okukkiriza kumu, okubatiza kumu, Katonda omu, kitaawe wa bonna, afuga byonna,ayita mu byonna, era ali mu byonna." (Abaefeso 4:5-6).
Pawulo yalangirira enjiri y'obwkabaka bwa Katonda n'erinnya lya Yesu Kristo mu samariya. Bonna abakkiriza, abasaja n'abakazi ba batizibwa mu linnya lya Mukama Yesu (Ebikolwa by'abatume 8:1-17). Oluvannyuma lw'omubuulizi okubuulira enjiri ya Yesu Kristo eri omulaawe eyali asoma mu nnabbi Isaaya, omusaja ya gamba, "Awo bwe baali batambula mu kkubo ne batuuka awali amazzi; omulaawe n'agamba nti laba, amazzi; kiki ekindobera okubatizibwa? Firipo ya ki kakasa, "Firipo n'agamba nti oba ng'okkirizza n'omutima gwo gwonna, kirungi. N'addamu n'agamba nti nzikkiriza Yesu Kristo nga ye mwana wa Katonda. N'alagira eggaali okuyimirira: ne bakka bombi mu mazzi. Firipo n'omulaawe; n'amubatiza." (Ebikolwa by'abatume 8:33-40). Wadde Yokaana yabatizanga awaali amazzi mangi (Yokaana 3:23), kubanga yali n'okubatiza burungi nga bwe balagirwa. AwoYesu Kristo bwe yamala okubatizibwa, amangu ago n'ava mu mazzi (Matayo 3:16).
Nga Ebikolwa byo kubatizibwa okwe byawandiikibwa kukolebwa, bombi omuntu n'ali kuweereza n'oyo ali kufuna okubatizibwa ayingira mu mazzi. Oba waaliwo omuntu yenna agumira okugana kino, wadde nga kyawandiikibwa? Eyo ekituufu ki kyali mu manyi: Okubuulira, okukkiriza, okubatizibwa. Ani yandi gumidde okuwakanya Katonda ne Kigambo kye era n'asigala mu buwangwa obutali bwa byawandiikibwa?
Mu ndagaano Enkadde erinnya lya Mukama yali YAKUWA bwe kya yitibwa. Mu ndagaano empya erinnya rye JAHSHUA, era nga kye kimu ne NZE, eyandi gambye, "Yesu n'abagamba nti Ddala ddala mbagamba nti Ibulayimu nga tannaba kuzaalibwa, nze nga wendi." (Yokaana 8:58). YAKUWA ow'endagaano enkadde ye JASHUA/ Yesu ow'endagaano empya. Mu ndagaano enkadde ya labika mu mubiri gw'omwoyo, mu ndagaano empya mu mubiri gw'omuntu, Kubanga ffe otuli mu mubiri gw'abantu, okutununula.
Pawulo abimaliriza bw'ati, "Kubanga bw'oyatula Yesu nga ye Mukama n'akamwa ko, n'okkiriza mu mutima gwo nti Katonda yamuzuukiza mu bafu, olirokoka: kubanga omuntu akkiriza na mutima okuweebwa obutuukirivu, era ayatula nakamwa okulokoka. Kubanga ebyawandiikibwa byogera nti Buli amukkiriza talikwasibwa nsonyi. Kubanga tewali njawulo ya muyudaaya na muyonaani:kubanga omu ye Mukama waabwe bonna, ye mugagga eri abo bonna abamukaabirira: kubanga, Buli alikaabirira erinnya lya Mukama alirokoka." (Abaruumi 10:9-13).
Mu sula y'okussatu mu kitabo ky'ebikolwa by'abatume tusoma ku kyamageero ky'okuwonya ekyali ku musaja omulema. Peetero yawa eky'okuddamu, "Naye Peetero n'agamba nti Efeeza ne zaabu sibirina; naye kye nnina kye nkuwa: mu linnya lya Yesu omunazaaleesi, tambula!" (v.6). Mu sula 4 Ne babateeka wakati, ne babuuza nti maanyi ki oba linnya ki eribakoza mmwe ebyo? Awo peetero bwe yajjula Omwoyo Omutukuvu, n'abagamba nti Abakulu b'abantu n'abakadde, bwe tubuulirizibwa leero olw'okukola obulungi omuntu omulwadde, ekimuwonyezza; mutegeere mwenna nti mu linnya lya Yesu Kristo Omunazaaleesi, gwe mwakomerera mmwe, Katonda gwe yazuukiza mu bafu, ku bw'oyo ono ayimiridde nga mulamu mu maaso gammwe. Oyo lye jjinja eryanyoomebwa mmwe, abazimbi, eri fuuse ekkulu ery'oku nsonda. So tewali mu mulala bulokozi, kubanga tewali na linnya ddala wansi w'eggulu eryaweebwa abantu eritugwanira okutulokola." (vv.7-12). Omutume Pawulo nga alina obuyinza bwa Katonda kubanga yali n'okuyitibwa okw'omuggulu, awandika, "Era Buli kye munaakolanga, mu kigambo oba mu kikolwa, mukolerenga byonna mu linnya lya Mukama waffe yesu, nga mwebazanga Katonda kitaffe ku bubwe." (Abakkolosaayi 3:17).
Ebintu byonna bitegeza buli kimu, era omusaja wa Katonda ya gamba nti ebintu byonna bilina okukolebwa mu linnya ly'endagaano empya, era ekyo kigenda eri ekkanisa yonna okuyita mu biseera byonna eby'endagaano empya. Ani mutuufu? Katonda oba Bantu? Peetero mu Yerusalemi, Firipo mu Samaliya, Pawulo mu Efesusi – Bonna bali babatiza mu linnya lya Mukama Yesu Kristo. Bw'ebutyo okubatizibwa kusangibwa mu obujulizi bussatu oba obujulizi obusingawo.
Tusobola okulaba bulungi nti esiira mu ndagaano enkadde n'endagaano empya etekeddwa ku linnya lya Mukama, mu eryo ebintu byonna mmwe birina okukolebwa. "Buli wantu we njijukirizanga erinnya lyange ndigya gyoli nange ndikuwa omukisa." (Okuva 20:24b). "Kubanga webaba ababiri oba abassatu nga bakuggaanye mu linnya lyange, nange ndi awo wakati waabwe." (Matayo 18:20). Mu Zabbuli 22:22 tusoma, "Naabuuliranga erinnya lyo eri baganda bange…" Mu kubuulira ku lusozi tu gambibwa okusaaba, "Kitaffe ali mu ggulu, Erinnya lyo litukuzibwe…" (Matayo 6:9). Mu kusaaba kw'oyo Kabona ow'ewa ggulu tusoma, "Njolesezza erinya lyo abantu be wampa oku baggya mu nsi…" (Yokaana 17:6). Omwana wa Katonda naye ya saaba, "Kitange Omutukuvu, Obakuumenga mu linnya lyo be wampa…era nabategeeza erinnya lyo era ndi tegeeza…"(vv.11+26). Kye baliko lye linnya, eriri waggulu w'a manya gonna mu oyo Katonda nga kitaffe yebikula mu Mwana. Kino kiwulirwe eri abantu bonna, n'abo, abantu ba Katonda, ba kitwale bulungi okulabula kuno nga kwa bumalirivu, ba kukkirize era bakuteke mu nkola nga bwe kusanidde!