Kulubereberye waaliwo Kigambo si ku vunuula
“Kulubereberye – si mu butaggwaawo ekitalina ntandikwa n'ankomerero – waaliwo kigambo, kigambo n'aba awali Kantonda…" (Yokaana 1:1) Kino kitulaga entandiikwa y'ebiseera nera kigenda mu biro by'endagaano enkadde ekiwandiko ekiddako eyogera ku ndagaano empya, "Kigambo n'afuuka omubiri, n'abeerako gyetuli…" (Yokaana 1:14). Mu kumaliriza kyo kigendera ddala, "ne kigambo n'aba Katonda." ekisumuluzo kyo kutegera okutuufu okw'eby'awandiikibwa kwe kugata endagaano enkadde n'empya awatali kubuusabuusa. Omu asonga mu bijja mu maaso nga atu gamba ebigenda okubaawo, abalala mu bifo ebyeyongerayo okutukulembera mu kutuukirira.
Okuyita mu ndagaano enkadde yonna tu mulaba nga Katonda, mu ndagaano empya nga ayingira mu mubiri gw'omuntu nga Omwana – nga ezzadde ebereberye eri aboluganda bangi obujulizi bwe nga omwana eri abawandiise kwolwo ne leero kyekimu, "Yesu n'agamba nti singa Katonda ye kitammwe, mwandi gyagadde nze: Kubanga nava eri Katonda…" (Yokaana 8:42). nga ayogera eri abayigirizwa be kwolwo ne kaakano agamba, "Kubanga kitange yennyini abaagala, kubanga mu gyagadde nze mu kkirizza nga nava eri kitange." (Yokaana 16:26-33). Mu kusaaba kwa kabona ow'awaggulu Omwana yalaga, "njolesezza erinnya lyo abantu be wampa okubagya mu nsi: bali babo, n'obampa nze; n'abo bakutte ekigambo kyo bategedde nga byonna bye wampa biva mu gwe: bibawadde; ne babiganya, nebategera amazima nga nava gyoli ne bakkiriza nga gwe wantuma." (Yokaana 17:6-8).
Omwana, eyeyongerayo era nava eri kitaawe, yalanga okukka kwo mwoyo, naye ye yongerayo nava eri kitaawe, "Naye om'ubeezi bwalijja, gwendi batumira, ava eri Kitange, Omwoyo wa mazima, ava eri kitange, oyo ali tegeza ebyange." (Yokaana 15:26). Mu ndagaano enkadde Katonda Ya gamba, "Awo olulituuka oluvannyuma ndifuuka omwoyo gwange ku bonna abalina omubiri…" (Yoweeri 2:28). Mu ndagaano empya byatuuka. Obunnabbi bonna okulanga okuzaala kw'omwana n'okufuuka kwo mwoyo omutukuvu byatukirizibwa. Kyatandika no kubutikira mariamu n'omwoyo omutukuvu, n'olwekyo kitange na beera n'omwana eyali tayitibwa "Omwana w'omwoyo omutukuvu" – nga mu nsonga yo muntu eyeyawudde kiri no kuba – , naye "Omwana wa Katonda" (Lukka 1:35). Omwana yekka eyazalibwa n'omwoyo omutukuvu yali oluvannyuma lw'okubatizibwa kwe nga njuziddwa n'omwoyo omutukuvu (Matayo 3:13-17), n'olw'ekyo okujuzibwa kwo bulamba bwa Katonda bwakolera mu mubiri mu ye, nga bwe ky'awandiikibwa, "Kubanga mu oyo mwe mutuula okutukirira kwonna okw'obwakatonda ng'omubiri bwe guli” (Abakkolosaayi 2:9), n'olw'ekyo kisobole okutukirizibwa, “era mwatuukirira mu ye, gwe mutwe ogwokufuga n'obuyinza bwonna” (v.10). Omulanzi yalanga ekyabeerawo, "Nze batiza n'amazi olw'okwenenya: naye oyo ajja enyuma wange y'ansinga amaanyi, sissaanira n'akukwata ngatto ze: oyo alibatiza n'omwoyo omutukuvu n’omuliro" (Matayo 3:11).
Ky'awandiikibwa mu Bikolwa by'abatume 2 mu kwegata kw'okufuukibwa kw'omwoyo omutukuvu. Omutume peteero ya kimanyirira na wa obujulizi kw'abo ababatizibwa na funa ekirabo ky'omwoyo omutukuvu (Ebikolwa by'abatume 10:44-48). Mu sula 11 nate ya tekawo esiira ku mazima gano, kulwa byonna emirembe gyonna kyali kyikwata ku nsonga, "Bwe nnali kyezigye ntanuule okw'ogera, omwoyo omutukuvu nabagwako era nga bwe yasookera ku ffe ne njijukira ekigambo kya Mukama waffe we yayogera nti Yokaana yabatiza n'amazi naye mwe muli babatizibwa na mwoyo mutukuvu." (Ebikolwa by'abatume 11:14-18). Bonna abaana bo bulenzi na bo buwala aba Katonda ba funa obumanyirivu bwe bumu. Bawulira ekigambo, bakifuna nga ensigo ya Katonda mu mitima gyabwe ne bazalibwa omulundi ogw'okubiri n'omwoyo omutukuvu (Yakobo 1:18; 1 Peteero 1:23) eri esuube eritaggwaawo n'obumanyirivu, "Okujjuzibwa" n'Omwoyo Omutukuvu.
Nate twagaala okubuuza, Ani eyabawa obuyinnza ba jjajja ba makkanisa okugya wabweeru obujjulizi obw'amazima obw'ekigambo ky'akatonda ne basiikiza ekigambo ne jigiriza ne bilagiro by'abantu? Tuli n'okweyongeera okubuuza lwaki amakkanisa ga ba protestanti gasigala mu jigiriza y'obuwangwa n'okwenenya okutali kwa mu by'awandiikibwa. N'akyo kirina okubuuzibwa, si kya, okuva mu lubereberye, ebyafayo bidingana mu ngeri nti abazimbi baagaana Ejjinja Ekkulu ery'oku nsonda Ye naye lye jjinja Ekkulu, era nga yasooka ate y'asembayo. Kino kigambibwa mu byawandiikibwa byo bu nnabbi eri abo abazimba okusinziira ku ku nteekateka zabwe bennyini, "Ejjinja abazimbi lye baagaana lifuuse ekkulu ery'oku nsonda." (Zabbuli 118:22). Kulw'abamu "Era aliba ng'awatukuvu" eri abalala "aliba ng'ejjinja ery'okwesittalwako era olwazi olugwisa." (Isaaya 8:14). "Mukama Katonda kyava ayogera nti laba, nteeka mu sayuuni ejjinja okuba omusingi, ejjinja eryakemebwa, ejjinja ery'oku nsonda ery'omuwendo omungi erinywezebwa ennyo wansi: akkiriza talyanguyiriza." (Isaaya 28:16).
Katonda ya tekawo ebintu byonna ku musingi omunywevu ogw'okukkiriza n'okubikkulirwa. Bw'atyo bw'ayogera Mukama Yesu, "Yesu n'abagamba nti Temusomangako mu byawandiikibwa nti Ejjinja abazimbi lye baagaana lye lyafuuka Omutwe gw'ensonda: Kino kyava eri Mukama…" (Matayo 21:42). Kyaliwo bw'ekityo n'olwekyo ye mwennyini yali azimba ekkanisa ye nera eri "kyakatabanguko mu maaso gaffe". Omutume Peteero yawandiika mu bujuvu ku somo lino mu 1 peteero 2:1-10.
Awatali kisa, wansi w'okusiikirizibwa n'omubi Ekigambo kya Katonda Ekitaggwaawo kya tekebwa wabweeru mu maanyi ne jjinja ery'oku nsonda lisulibwa wano na wali. Naye kaakano awatali kya kwe kwasa ejigiriza yonna eya Baibuli erina okutekebwa mu maanyi nate n'obuyinza obw'enkomeredde obw'ekigambo kya Katonda. Ejigiriza yonna n'obulombolombo bw'amakkanisa obutali mu byawandiikibwa buli no kuletebwa wansi. Ejjinja Ekkulu lirina okuzibwayo ne litekebwa mu kifo kya lyo ekituufu mu biseera byo kutambula kw'omwoyo omutukuvu wansi w'esaanyu, "Kisa kisa kwe kyo" (Zekkaliya 4:7). Obulombolombo bwonna obutali bwa byawandiikibwa, ebirowozo n'okuvunuula bigya kuggwaawo, Naye Ekigambo kya Katonda kyoka kirisigalawo Emirembe gyonna (Isaaya 40:8; 1 Peetero 1:25; Lukka 21:33). Bw'atyo bw'ayogera Mukama "alanga enkomerero okuva ku lubereberye, n'ebigambo ebitannakolebwa okuva ku biro eby'edda; ayogera nti Okuteesa kwange kulinywera era ndikola bye njagala byonna." (Isaaya 46:10).
Abakozi bonna mu bwakabaka bwa Katonda balina obuvunanyisibwa bunene eri ememe ezibavunanyisibwako. Tebasobola ku kitwala nga kigonvu bw'ekityo ng'omuntu omu agenda kuba mu butaggwaawo. Buli omu alina okwebuuza mwennyini nti ejigiriza gya kikirira y'atandiikira wa. Obujulizi bw'omumunuzi bwa lwatu era bulambulukufu, "Awo Yesu n'abaddamu n'agamba nti okuyigiriza kwange si kwange, naye kw'oli eyantuma. Omuntu bw'ayagala okukola oli by'ayagala, alitegeera okuyigiriza kuno oba nga kwava eri Katonda, oba nga nze njogera bya magezi gange." (Yokaana 7:16-17).
Kino kisobola okugambibwa n'ababuulira, ababuulizi, abayigiriza, abalunzi nabalala aba leero? Wano ekibuuzo eky'omugaso n'akyo kirina okubuuzibwa, Oba nga Okuyitibwa n'okutumibwa ba kufuna okuva eri Mukama, Kw'kyo kigenda eri, "Ddala ddala mbagamba nti Asembeza buli gwe ntuma, ng'asembezza nze: era asembeza nze, ng'asembezezza oli eyantuma." (Yokaana 13:20). Awo wokka bwe kisobolwa okugambibwa mu mazima, "Abawulira mmwe, ng'awulira nze; era anyooma mmwe ng'anyooma nze; n'oyo anyooma nze ng'anyooma eyantuma." (Lukka 10;16). Eri ani ekyo gye kigenda leero, "…nga kitange bwe yantuma nze, nange bwe ntyo mbasindika mmwe." (Yokaana 20:21b). Bannabbi n'abatume bali baddu abatumibwa ddala ne Mukama. Kiki era ani gye tuwulira leero mu kungana zonna enyingi ezenjawulo?
Ekigambo kya Katonda ekya bikulwa ba kifuula kya bufirosoofo n'okuyigirizibwa mu matendekero. Okuyitibwa kwa Katonda kwa sikizibwa no ku yigirizibwa kwa matendekero ge ddinni. Te ki kya genda eri bangi ku baweereza "Bayigirizibwa ku matendekero ebya Katonda." Okukkiriza kwa fuusibwa mu bufirosoofo, ne wankubadde nga Omutume Pawulo yali amaze okuwa okulabula kuno, "Mwekuume tewabeerangawo muntu abanyaga mu bufirosoofo n'eby'obulimba ebitaliimu, okugobereranga ebyayigirizibwa abantu, okugobereranga eby'olubereberye eby'ensi, okutali kugoberera Kristo.” (Abakkolosaayi 2:8).
Ekyisoomoza buli muddu wa Katonda olwa leero kye kimu, "buuliranga ekigambo; kubiririzanga mu bbanga erisaaniramu n'eritasaaniramu; weranga, nenyanga, buuliranga n'okugumiinkiriza kwonna n’okuyigiriza." (2 Timoseewo 4:1-5). Nebyo ebigambo eby'amaanyi Pawulo bye ya gamba mukozi mune Timoseewo. Si muweereza nti ye buyinza Naye Ekigambo kya Katonda kye kisembayo eky'enkomeredde era kye kyoka ekirina obuyinza bwa Katonda.