Kulubereberye waaliwo Kigambo si ku vunuula
Okuggaana enjigiriza ya batume ey'amaanyi
Font Face
Line Height
Paragraph Gap
Font Size
Kisobooka kitya, nti mu makkanisa wabeerawo akaseera katono nga bagenda mu kusaaba nga batumibwa eri entebe y'ekisa mu linnya lya Yesu Kristo, Kaakano amakkanisa g'obuwangwa mu biseera bino bye bitwaliddwa ebya Baibuli ne bilekebwa? Singa abakulembera aboluganga ba leero singa bategeera nti kino kye kiseera mu ekyo Katonda wa komyawo ebintu byonna mu kikula kya kyo ekyasooka, tekyandibadde kye kimu mu kubo eri enddala? Omutume Pawulo te yandi buuziza, "Ani eyabaloga?" (Abaggalatiya 3:1). Ebintu bino ebipya by'annjulwa awaali abantu bonna abava mu buli mivuuyo ba kyetaaba mu.Abantu baletebwa ennyo wansi w'okusikirizibwa okukyamu, nga kino kye gattiddwako ne enyimba enzito nga esuubi lyonna liweddewo.
Mu bwetavu bonna bakola buli kye babuuzibwa. Bajja mu maaso era nga we kisuubirwa bagwa emabega, nebilala. Omuntu ono akola ebyemivuuyo e'bisiikkiriza alanga nti ba salibwa n'omwoyo omutukuvu era bayingira mu kiwumulo ne Katonda. Naye bw'ekityo bwe kiri mu butuufu?
Buli yasoma ebyawandiikibwa ebitukuvu amanyi, nti, awatali kulimbibwa, bonna mu maaso ga Katonda bavuunama amaaso gaabwe, Okuva ku Ibulayimu (Olubereberye 17:3) eri Musa ne Allooni (Okubala 14:5) eri Yoswa (5:14) eri isiraeri yonna mu kuwaayo yeekalu (1 Bassekabaka 18:39). Dawudi n'akaabira waggulu "Mujje, tusinze, tuvuuname; tufukamire mu maaso ga Mukama omutonzi waffe…" (Zabbuli 95:6-7). Danyeri naye yavuunama amaaso ge (8:18) Yesu n'avuunama n'asaba mu lusuku lwa gesusemane (Matayo 26:38-42). Omutume Pawulo awandika mu 1 Abakkolinso 14:25, ebyama eby'omu mutima gwe birabisibwa; era bw'atyo alivuunama amaaso, n'asinza Katonda, ng'ayogera nga Katonda ali mu mmwe ddala. Ne Yokaana ku kazinga ke patumo ya vuunama amaaso ge (Okubikkulirwa 1:17). Wadde nga ejje lyonna ery'omu ggulu mu ku sinza livuunama: "Ne bamalayika bonna bali ba yimiridde nga be toolodee entebe n'abakadde n'ebiramu ebina, ne bavuunama amaaso gaabwe mu maaso g'entebe, ne ba sinza Katonda, ng'aboogera nti Amiina: omukisa n'ekitiibwa n'amagezi n'okwebaza n'ettendo n'obuyinza n'amaanyi bibenga eri Katonda waffe emirembe ne mirembe. Amina." (Okubikkulirwa 7:11-12).
Omu alina oku kigamba era nawa okulabula ebintu ebyo si bituufu! Okugwa emabega nga ekigambo kya Katonda bwe kigamba omusango eri abo abatayingira mu kiwumulo kya Katonda. "Ekigambo kya Mukama kyekiriva kibeera gye bali ekiragiro ku kiragiro, ekiragiro ku kiragiro; olunnyiririri ku lunnyiririri, olunnyiriri ku lunnyiriri; wano katono awo katono; bagende bagwe bugazi bamenyeke bateegebwe bakwatibwe." (Isaaya 28:7:13). Ekyawandiikibwa kino kaakano kitukiriziddwa buli wamu. Singa abantu bagwa emabega nga ebyawandiikibwa bwe bikibikula tewali n'omu yandi yogedde ku mukisa wabula musango. Okulabula okw'anamaddala, "Mugezese emyoyo!" kye kilagiro ekye'njawulo mu biro bino. Kirin'okulwanga mu ku gerageranyisibwa ne Kigambo kya Katonda. Kaakano mu biro by'enkomerero emyoyo gy'obulimba ziri kumpi nnyo no kukola kwa Katonda, nti "nokukyamya bakyamye n'abalonde obanga kiyinzika." (Matayo 24:24). Omwoyo gwa Katonda gwe gumu bwe guba gukola nga bwe kyali mu lubereberye, awo kulwo bwetavu ebintu byonna birin'okuba nga bwe byali mu lubereberye: Okukkiriza kumu, okubatizibwa kumu, obuweereza bwe bumu, ebirabo bye bimu era n'ebibala by'omwoyo omutukuvu gy'andi labisiddwa. Okulimbibwa nakwo kuli kumpi nnyo ne kituufu kyennyini era buli kweyongeera. Bangga ki, kitwetagisa oku buuza.
Buli atategeera nti bino bye biro ebisembayo nga okukomawo kwa Yesu tekunaba, mwekyo ebintu byonna birina okuzibwayo mu butuufu bwabyo obw'asooka, tebali tegeera amakulu go kuterezebwa okuyita mu kuyigiriza kwa Baibuli. Kiki Omutume Pawulo kye ya yogera okubaawo eri ebiro by'enkomerero, Kaakano tubilaba. Okuggaana enjigiriza ya batume ey'amaanyi kweyongerera ddala obutakoma, bw'ekutyo omusaja ow'okwonoona eyeegulumiza okusinga buli kintu era akkirizibwa ng'omukulu mu buyinza okusalawo eby'omwyo. Omulabe mwennyini ye mwana w'okuzikirira, aziyiza era eyeegulumiza okusinga Buli kintu ekiyitibwa Katonda oba ekisinzibwa. Bangi tebakitgeera, naye ensi yonna ey'enzikkiriza emuwulilisa, oba n'okutu okumu oba n'amatu gombi, nga bwe batula naye mu lyato limu. Baibuli ekilanga nti bonna abatalina kwagala kw'amazima, ago gokka nga kye kigambo kya Katonda ekitaggwaawo, naye mu nnaku ez'oluvannyuma walibaawo abaliva mu kukkiriza, nga bawulira emyoyo egikyamya n'okuyigiriza kwa basetaani (2 Abasessaloniika 2).
Singa omuntu yenna ta kkiriza ekigambo kya Katonda eky'amazima, abonyerezebwa olwo kukkiriza obulimba obwe kigambo eky'akyamizibwa. Singa omuntu yenna ta kkiriza Omwana wa Katonda, omuntu oyo alina okukkiriza Omwana w'okuzikirira. Buli atakkiriza buli Katonda kye ya gamba okuyita mu nnabbi ow'amazima (Ekyamateeka Olw'okubiri 18;15-19). Eyasuubizibwa Masiya, era eyafukibwako amafuta, nga omutume Pawulo bwe ya kitekako esiira, "Olulituuka buli mwoyo ogutawulira nnabbi oli gulizikirizibwa mu ggwanga." (Ebikolwa by'abatume 3:17-26), bali kkiriza nnabbi w'obulimba kya gamba (Okubikkulirwa 19:20). Buli muntu yenna ata kkiriza mu bujuvu Kristo kye ya gamba, bw'atyo akkiriza okuyigiriza kwa b'aKristo bo bulimba. Ku kyokulabilako eky'omutume Peetero ne Pawulo te kitegeeza kintu kyonna, singa omuntu yenna ta kkiriziganya na jigiriza yabwe n'ebikolwa byabwe eby'omwoyo. Obulamu obutalina ntandiikwa n'ankomerero buli eri abo aba kitekerwa. Bwokka nga tukkiriza nga ebyawandiikibwa bwe bigamba, obulamu bwa Katonda bujja. Ekigambo y'ensigo (Lukka 8:11) n'obulamu bwa Katonda obuli mu sigo busobola okugya mu abo bokka aba kufuna n'okukkiriza era ne bafa bennyini ne Kristo. "N'addamu n'agamba nti asiga ensigo ennungi ye mwana w'omuntu: enimiro ye nsi; ensigo ennungi abo be baana bo bwakabaka; neggaano y'omunsiko be baana b'omubi." (Matayo 13:37-38).
Bangi bannabbi bo bulimba ne baKristo bo bulimba, abo abafukibwako amafuta abakozi be by'amagero abe biro by'enkomewrero abo Yesu Kristo mwennyini be yayogerako (Matayo 24), bali mu kussaa ekimu mu kwenenya kw'obussatu, okutategerebwa eri Kristo n'abatume. N'abo bakkiriza nti okubatizibwa kulina okukolebwa mu ngeri y'obussatu ekyo kyo mu butuufu kiwakanya ejigiriza ya Kristo n'abatume. Ekkanisa ey'amazima yasigala mu jigiriza ya batume (Ebikolwa by'abatume 2:42). Okujjako okulabika kw'okungulu eri okukakasibwa kw'obuweereza bwabwe, we batekebwa mu kubagezesa ne kigambo balagibwa ng'abatume bo bulimba (Okubikkulirwa 2:2).
Okusinzira mu Matayo 7 okuva mu kanyiriri ka 21, be baliggamba nti twakolanga ebyamagero bingi mu linnya lyo. Naye eri bo bennyini ekibakwatako, baggaana erinnya lino lye bayimba ko ne balikozesa, nga bwe ba ganira ddala okubatizibewa kwa Pawulo mu Baibuli Mu linnya lya Mukama Yesu Kristo. Si betegefu okugumira ekivume kya Kristo, bagala okuwebwa ekitibwa n'abantu (Yokaana 5:44). Awatali ku ki manya, babuulira enjiri eddala, Kristo omulala era bali wansi w'okusikirizibwa kw'omwoyo omulala (2 Abakkolinso 11:1-13). Kaakano kiri n'okuba bw'ekityo, awo ebyawandiikibwa bitukirizibwe, "Buli muntu aggamba nti Mukama wange, Mukama wange, si ye aliyingira mu bwakakaba obw'omu ggulu, wabula akola kitange ali mu ggulu by'ayagala. Bangi abali ggamba ku lunaku luli nti Mukama waffe, Mukama waffe, tetwalagulanga mu linnya lyo, tetwagobanga dayimooni mu linnya lyo, tetwakolanga byamagero bingi mu linnya lyo? Ne ndyoka mbaatulira nti sibamanyangako mwe: muve wendi mmwena abakola eby'obujeemu." (Matayo 7:21-23). Okugyako obuweereza bwa bwe obusikiriza abangi ba gya kuggaanibwa era bayitibwe abakola eby'obujeemu n'olw'ekyo batekebwa ku dala rye limu n'omulabe, akikirira ekyama ky'obujeemu. (2 Abasessaloniika 2:3-7). "Omwana w'omuntu alituma bamalayika be, nabo baggyamu mu bwakabaka bwe ebintu byonna ebisittaza, nabo abakola obubi, balibasuula mu kikoomo ky'omuliro…" (Matayo 13:41-42).
Okuwaaba kulina okukolebwa mu maaso ga Katonda nabo bonna ab'enzikkiriza eza limbibwa ziri n'okuwaabirwa, byonna ebya vunuulibwa mu Kigambo biri no kuletebwa mu lwatu. Eri Katonda Ekigambo kyoka kye kituufu mwekyo tewali kisobola kw'ongerwako (Okubikkulirwa 22:18). Omusango gwa Katonda gu tandikira mu nyumba Ya Katonda – Mu kkanisa Ya Yesu Kristo. Nga Ekigambo kya Katonda mu lubereberye kyava okuva eyerusalemi n'ejigiriza okuva mu lusozi sayuuni (Isaaya 2; Ebikolwa by'abatume 2). Ku lw'ekyo kaakano ejigiriza yemu ne Kigambo elangirirwe eri ensi yonna. Ku lw'ekkanisa ey'amazima ebyawandiikibwa bino bikola nate, "Naye mu zze ku lusozi sayuuni, ne ku kibuga kya Katonda omulamu, Yerusalemi eky'omu ggulu n'eri obukumi bwa bamalayika, eri ekuggaaniro eddene ely'ekkanisa ey'ababereberye abawandiikibwa mu ggulu n'eri Katonda omulamuzi wa byonna, n'eri emyoyo gy'abatukirivu abaatuukirizibwa, n'eri Yesu omubaka w'endagaano empya, n'eri omusaayi ogw'okumansira ogw'ogera ebirungi okusinga ogwa abbeeri." (Abaebbulaniya 12:22-24).
Kuno kwe kuyita okusembayo okuyita mu bubaka obusembayo, okuyita okusembayo okuva mu buwambe bwa babulooni. Tetuli kubawo mu biseera by'okudabulurwa, nga bano 95 bakomererwa emisumali ekkanisa ya ba castle ne bintu bingi ne bidabulurwa, era nafe tetuli kubaawo mu byassa eby'agoberera, ne okuzibwa obujja okutukulembeera ebuziba mu Kigambo ky'amazima, Kaakano tuli kubaawo mu biro byo kuzibwa obujja okujuvu okw'entegeka ya Katonda mu kkanisa ya Katonda omulamu. Kaakano emisingi gy'abantu ze ba gunjawo, ebiri ddala ng'omusenyu Naye si "lwazi" guli n'okunyenyesebwa, n'olw'ekyo ekizimbe kyonna kiligwa wansi. Naye oyo ategeera olunaku n'obubaka? Omwetefutefu okugobeerera Mukama buli wamu okutuusa mu kumaliriza? Atwala okuyitibwa mu bumalirivu?