Kulubereberye waaliwo Kigambo si ku vunuula
Emabega waffe we wali emyaka enkumi biri egye biro bye kisa ezimanyiddwa nga "ennaku ezisembayo" (Ebikolwa by'abatume 2:17; Abaebbulaniya 1:1-2 a.o.), ebyo Katonda bye yali amaze okubigabanya eri abantu mu biro by'endagaano empya. Eri ffe waaliwo omukolo omunene ogw'okutwalibwa kwe kkanisa y'omugole eri embagaga y'obugole mu ggulu (Matayo 25:1-10; 1 Abasessaloniika 4; 1 Abakkolinso 15; Okubikkulirwa 19). Embaga y'obugole mu kitibwa egobererwa n'okufuga kw'emyaka olukumi okw'omusanvu okw'abantu. Te tugenda ku kyetagisa ffe bennyini ku biro eby'emyaka enkumi biri okuva ku Adamu okutuuka ku Ibulayimu era ne biro by'emyaka ekumi biri okuva ku Ibulayimu okutuuka ku Kristo, bw'ekityo si na biseera bimpi eby'okubonyabonyezebwa wakati w'okukwakulibwa era n'entandiikwa y'okufuga kwe myaka olukumi. Twamala dda okuyigiriza amasomo ge gamu mu bitabo ebilala.
»Olunaku lwa Mukama« lu lagibwa mu n'geri z'enjawulo mu ndagaano enkadde n'empya: nga olunaku lw'okububuka n'obusungu (Isaaya 13:6-16), nga olunaku lwe kizikkiza n'obubonero mu ggulu era ne ku nsi (Yoweeri 2), ng'olunaku oluligya ng'omubi mu kiro (1 Basessaloniika 5:1-4), ng'olunaku olwo emirimu gy'abantu bonna bwe giri gendera ddala wa ggulu mu muliro (2 Peetero 3:1-10) a.o. Mukama Yesu ya yogera ku kyo nga "olunaku lw'okuzuukira". Mu Yokaana sula 6 olunaku luno lw'ayogerwako nga kw'egatta n'okuzuukira emirundi enna. "Eyantuma ky'ayagala kino mu bonna be yampa aleme okumbula n'omu naye mmuzuukirize ku lunaku olw’enkomerero." (vv.39, 40, 44, 54). Ku ntandiikwa ye "nnaku ezisembayo" Okuzuukira okusooka era n'emunkomerero ya kwo okuzuukira okw'okubiri kugya kubeerawo. "…Ne bavaamu; abo abaakolanga ebirungi balizuukirira obulamu; n'abo abaakolanga ebitasaana balizuukirira omusango." (Yokaana 5:29).
"Abafu abalala tebaaba balamu okutuusa emyaka olukumi lwe gyaggwa. Kuno kwe kuzuukira okw'olubereberye. Aweereddwa omukisa, era ye mutukuvu alina omugabo mu kuzuukira okw'olubereberye: okufa okw'okubiri tekulina buyinza ku bo, naye banaabeeranga bakabona ba Katonda era ba Kristo, era banaafugiranga wamu naye emyaka lukumi." (Okubikkulirwa 20:1-6). Nawo omusango ogusembayo guli manyibwa nga "omusango gw'entebe enjeru" (vv 11-15). Oluvannyuma kigobeerera eggulu empya era n'ensi empya (Okubikkulirwa 21:1) era ng'ebiro biyingira mu butaggwaawo.
Kaakano nate ebiro bitukidde ebisobola okukomenkerezebwa ebiseera byonna. Ne wakubadde tewali n'omu amanyi olunaku oba sawa, obubonero bwe biro bulaga bwe kiri. Okukomawo kwa Kristo okw'asubizibwa kusemberedde ddala, kubonerera kwa Katonda kwokka okuwanvu okulindiridde abasembayo okuyingira obwakabaka bwa Katonda (2 Peetero 3:9). Mu myaka 2,000 abakkiriza abamazima babadde balindiridde okutuukirira kwe bisuubizo Mukama Yesu bye yakola, "…genda kubateekerateekera ekifo, ndikomawo nate ne mbatwala gye ndi; nze gye ndi, nammwe mubeere eyo." (Yokaana 14:1-3). Tekibanga naawo tewabeerangawo biseera bwe biti nga bino byona bibeerawo ebigendera awamu n'omukolo omunene ogw'obulokozi, bukkirizibwa nga we buli kaakano. Abasekerezi basobola okubuuza, nga bwe yayogera ku biri baawo mu biseera by'enkomerero, "Okusuubiza kw'okujja kwe kuli luuyi wa?" Omutume Peetero ya kulemberwa dda okuddamu ekibuuzo ekyo, "Mukama waffe talwisa kye yasuubiza … ng'abalala bwe balowooza okulwa; naye agumiikiriza gye muli, nga tayagala muntu yenna kubula, naye bonna batuuke okwenenya." "Naye kino kimu temukyerabiranga, abagalwa, nga eri Mukama waffe olunaku lumu luli ng'emyaka lukumi, n'emyaka olukumi luli ng'olunaku lumu." (2 Peetero 3).
Ebintu eby'enjawulo ebigenda okubaawo nga tanajja, Mukama Yesu eya yogerwako mu Matayo 24, Makko 13 ne Lukka 17 a.o. Kyandibera nga bwe kyali mu biseera bya nuah – emabega edda okutabula kw'abantu be bikula ebibiri eby'enjawulo, emu eya sethi ne ya caini – abana ab'obulenzi aba Katonda n'ab'obuwala aba bantu – kwaaliwo, (Olubereberye 6), ekya komenkerezebwa n'amataba. Kyandibeera nga bwe kyali mu biseera bya sodoma ne gomorah obubi bwe bwatuukira ddala awatakomebwa (Olubereberye 19). Ibulayimu ye yali nnabi ow'e biro ebyo Katonda gwe yabikuliranga ebigenda okubaawo (Olubereberye 18:17). Katonda yatuma omusango nga aleka omuliro n'amayinjja nga gaggwa wansi okuva mu ggulu nga ensi eno tenalaba musango n'okububuka kw'obusungu bwa Katonda era eri sanyizibwawo n'omuliro, Katonda awa ekisa n'obununuzi. Okulabula kusooka okuweebwa omusango ne gulyoka guggya.
Mukama Yesu mu kulaga ebye biro by'enkomerero ya kakasa ekisuubizo ky'okutuma nnabbi eriya, ali no kujja ng'olunaku luno olunene era olwentiisa te luna gya (Malaki 4:4-6). Kino kya muwendo nti yaddamu ekisuubizo mu Matayo 17:11 era ne mu Makko 9:12: "Yesu naddamu n'abagamba nti, eriya mazima ddala ajja, era alirongoosa byonna." ekisuubizo kino kilaga kye kimu nga ekyo ekya yogera ku buweereza bwa Yokaana omubatiza, eyajja mu mwoyo era ne mu maanyi g'eriya okukomyawo emitima gyabajjajja be ndagaano enkadde eri abaana be ndagaano empya (Lukka 1:17), ekyalaga okujja okwasooka okwa Kristo. Kaakano ekitundu kyokubiri kiri kutukirizibwa, Okukomyawo emitima gyabaana eri abatume bajjajja mu kweggatta ddala mu kiseera kyokuyitibwa n'okweteekateeka kw'ekkanisa y'omugole nga Kristo tanakomawo. Okuuzibwa obujja okujuvu kwa suubizibwa mu kigambo kya Katonda eri ekkanisa y'endagaano empya, wenedizibwayo mu n'geri yayo eyasooka.
Ekibubuuzo awo ddala we kigira ku ki ekkanisa ya Katonda omulamu kyebuziza nti kaakano nga Kristo tanakomawo eri no kuzibwa obujja. Awatali ku buusabuusa fenna tutuuse kona ye kitundu ekyo. Tewali kukankana, naye ku tegeera bubaka, obwannjulira ddala okujja kwa Kristo, kye kiragiro kye biro bino. Bonna bali n'okutwala okulaga kuno mu kitangala kye Kigambo kya Katonda. Okuba mu beera y'obwetegefu, Buli kintu kirina okuzibwayo mu beera yakyo eyasooka mu kkanisa ya Katonda omulamu, okusinzira ku kisuubizo. N'olw'ekyo kyawandiikibwa, "…ebiro eby'okuwummuzibwamu mu maaso ga Katonda bituuke; naye atume Kristo eyabaawulirwa edda, ye Yesu, eyagwanyizibwa okutwalibwa mu ggulu okutuusa mu biro eby'okulongoosezzaamu byonna, Katonda bye yayogeranga mu kammwa ka bannabbi be abatukuvu abaaliwo okuva mu lubereberye." (Ebikolwa by'abatume 3:19-21). Kifuuse kinyumo okwogeera ku "Obunabbi bwe biro by'enkomerero" n'okubuulila "Engiri y'obuggaga", mu byonna nga bayita kw'ebyo ebyasuubizibwa eri ekkanisa. Mu kungaana zo kujjaguza tulaba n'amaaso g'omwoyo eky'idibwamu kw'ebyo ebyaliwo mu kujja okw'asooka okwa Kristo Mukama nate akaabairira ababe, nga agamba, "Singa omanyi ku lunaku luno, ggwe, ebigambo eby'emirembe! Naye kaakano bikwekweddwa amaaso go." (Lukka 19:42). Bw'ekiri kaakano nga bwe kibadde kibeera, ne mu nnaku za Mukama, abakkiriza be byawandiikibwa be baaza Katonda ku ebyo byakoze, batunulira mu maaso eri ebyo by'agenda okukola, ne bayita kwe byo byali kukola mu biro ebyo.
Buli attagatiddwa ku kutambula okusembayo okwa Katondonda kw'ekyo tebaliba betegefu okuba mu kukwakulibwa. Enoka ow'omusanvu okuva ku Adamu, yatwalibwa mu kitiibwa awatali kulaba kufa. Yali nga abo abaliwo kaakano mu mirembe ezisembayo egy'ekkanisa, abaweebwa ebisuubizo nga we bidirira, "Awangula ndi muwa okutuula wamu nange ku ntebe yange ey'obwakaka, era nga nange bwe n'awangula nentuula wamu ne Kitange ku ntebe y'obwakabaka." (Okubikkulirwa 3:21). Abakkiriza ab'amazima kaakano basuubira ekyo omutume Pawulo kye yawandiika, "Laba babuulira ekyama: tetulyebaka fenna, naye fenna tulifuusibwa." (1 Abakkolinso 15:51). Ng'omubiri te gunafuusibwa, Omutima n'obulamu buli n'okusooka okufuusibwa. Mu ndagaano enkadde Katonda ya kola ekisuubizo eky'endagaano empya okuwa eri abantu be omutima omuggya, omwoyo omuggya era n'obulamu obuggya (Yeremiya 36:31-34; Ezeekyeri 11:19; Ezeekyeri 18:31-32). Tukisanga nga kikakasiddwa mu ndagaano Empya (Matayo 26:26-29; Abaebbulaniya 8:6-13 a.o.). Ku Enoka tusoma, "Olwokukkiriza, Enoka yatwalibwa obutalaba kufa; n'atalabika kubanga Katonda yamutwala: kubanga bwe yali nga tanatwalibwa yategeezebwa okusimiibwa Katonda." (Abaebbulaniya 11:5). Kaakano twagala okukkiriza kw'okukwakulibwa era n'okukakasibwa nti tusimisa Katonda nga tetunatwalibwa wa ggulu.
Ku kutangaza era n'okuzaalibwa omulundi ogw'okubiri n'omwoyo tekimala eri okuzuukira okusooka, era okufuusibwa kw'emibiri zaffe era n'okukwakulibwa. Amaanyi g'okufuusibwa ag'omwoyo omutukuvu guli n'okubeera mu ffe okwanguya emibiri zaffe ezivunda (Abaruumi 8:11). Twagala omwoyo omutukuvu ogukolera mu ffe ng'ekikakasa nti tuli baana b'abulenzi n'ab'obuwala aba Katonda, nga bw'ekyali n'Omwana wa Katonda (Matayo 3). "Era kubanga muli baana, Katonda yatuma omwoyo gw'omwana we mu mitima gyaffe, ng'akaaba nti Aba, Kitaffe." (Abaggalatiya 4:6). Kye yongerera ddala okutuuka ku kukulembera kw'omwoyo omutukuvu, "Kubanga bonna abakulemberwa omwoyo gwa Katonda, abo be baana ba Katonda.” (Abaruumi 8:14).
Bannabbi bonna eri oyo Ekigambo gye kyava ba lungamisibwa ne bakulemberwa omwoyo wa Katonda. Ne bonna abakkiriza Ekigambo bafuna obumanyirivu okulungamisibwa kwe kumu n'okukulemberwa kw'omwoyo omutukuvu batekebwako akabonero, "Era nammwe mu ye, bwe mwawulira Ekigambo eky'amazima, enjiri ey'obulokozi bwammwe, mu oyo, n'okukkiriza bwe mwa kkiriza ne muteekebwako akabonero n'omwoyo omutukuvu ey'asuubizibwa, ggwe musingo gw'obusika bwaffe, okutuusa envuma ya Katonda lweri nunulibwa, ekitiibwa kye kitenderezebwe." (Abaefeso 1:13-14). Tulina kufuna obumanyirivu bwonna obwemikisa gy'obununuzi ng'abantu mu kukugaana ne Katonda. Eyo kirimu okuzibwa obuggya n'omwoyo era n'okuzaalibwa okuggya, nga okufukibwako amafuta n'okujuzibwa n'omwoyo omutukuvu nga bwe kyaaliwo ku abakkiriza mu lubereberye.
Bonna abagala okuyimirira eri Katonda ne betaba mu kutwalibwa mu kitiibwa balino kuyayana okutambula ne Katonda. Obulamu obumusanyusa bwokka busobooka mu kukiriziganya kwokka ne Kigambo kye era n'okwagala kwe. Ebintu ebilala byonna bya buyigirize era bya kulowooza bye bagala. Emirundi ebiri Katonda yalaga esanyu lye Mu mwana we: Okusooka mu kubatizibwa kwe, bwe ya ggamba "…bwe tutyo kitugwanira okutuukiriza obutuukirivu bwonna." (Matayo 3), era ne ku lusozi lwo kufuusibwa (Matayo 17), awo waaliwo ekiragiro eky'agattibwako, "…mumuwulire!" Wabadengawo abantu ku nsi aba londebwa okuba abaana ab'obulenzi n'ab'obuwala aba Katonda okusinzira ku sanyu lyo kwagala kwe (Abaefeso 1:5 a.o.). Be bo eri ebyama by'okwagala kwe n'okuteesa kwe kutegeerebwa gye bali (Abaefeso 1:9-14). No kulaga okukomawo okusuubirwa okumpi okwa Yesu Kristo. Omutume Pawulo azaamu amaanyi abakkiriza b'amazima. "Kubanga Katonda yakoza mu mmwe okwagala n'okukola, olw'okusiima kwe okungi … mulemenga okubaako kye munenyezebwa newakubadde ettima, abaana ba Katonda abatalina mabala wakati w'emirembe egya kyama emikakanyavu gye mulabikiramu ge ttabaaza ez'omu nsi…” (Firipo 2:12-18). Katonda alin'okutusaanyukira tulyoke tutwalibwe wa ggulu.
Kaakano tujja kulaga ekigezo ekirala, okulaba oba omuntu yenna ky'akkiriza oba nga ebyawandiikibwa ebitukuvu kye biyigiriza oba bantu kye ba ggamba. Tuli n'okudayo eri ebisuubizo bya bannabi eby'ebiro bino. Yokaana omubatiza ye yali okutukiriza kwa malaki 3, nga enjiri enya bwe za kakasa. Yalina obuweereza bwe emyaka enkumi biri eziyise, ku ntandiikwa y'olunaku lw'obulokozi. Kaakano ebiro by'ekisa biri kukomerera era n'olunaku lwa Mukama lutuuse era Malaki 4 yalina okutukirizibwa yonna. Ffe kaakano nate tulina ebiro by'obunnabbi, n'olw'ekyo Mukama yatekawo esira nga bwe kyayogerwa okubalibwa kwe kisuubizo kino ekye'njawulo, ekya kakasibwa oluvannyuma lw'obuweereza bwa Yokaana omubatiza, eyajja mu mwoyo ne mu maanyi g'eriya, nga bwe ga kya baawo gye buggya, "Eriya ajja ddala alirongoosa byonna." (Matayo 17:11).
Buli Katonda wa kola ekintu ekisingako ensi, Ye abikula ekyama kye eri abaddu be, bannabbi (Amosi 3:7). bwe kutyo kitukiriza ekyo Mukama kye yayogerako, "Akkiriza nnabbi mu linya lya nnabbi aliweebwa empeera y'annabbi naye akkiriza omutukirivu mu linya ly'omutukirivu aliweebwa empeera y'omutukirivu" (Matayo 10:41). Naye okulabula nakwo ku gendeera ddala, "Ng'a yogera nti, temukomanga ku abo be nnafuukako amafuta so temukolanga bubi bannabbi bangi." (1 Ebyomumirembe 16:22; Zabbuli 105:15). Nera wabadengawo abo abakuba amayinjja bannabbi ba Katonda abatumibwa gye bali naye bawoomya ebiggya bya bo abafa edda. Ekivamu kyonna bwe kinabeera, Mukama atuma ababaka eri abantu be ng'omusango tegunabawo.
Nga Eriya bwe yayita abantu ba Katonda wamu, ya twala amayinjja kumi na biri okusinzira ku ma ggwanga kumi na biri n'addamu okuzimba ekyoto ekyali kyamenyebwa wansi era n'akitekako sadaka bwe kityo Katonda asobole okubaddamu (I Bassekabaka 18), bwatyo okuyita mu bubaka bw'Eriya ejigiriza ya batume kumi na babiri eri n'okuzibwawo (Ebikolwa by'abatume 2:42; Abaefeso 2:20 a.o.). Ne bonna abakkiriza ab'amazima bali n'okuyitibwa awamu Mukama asobole okubaddamu.
Omu alina okutegera nti bano bonna abakola ebisikiriza mu kungaana zabwe nga ba tendereza n'enyimba ez'enjawulo tebali mu biro byennyini eby'okudabulurwa, naye bo baaliwo mu kukyamizibwa ne bikujuko era ne binyumo by'enzikkiriza. No kutambula okusembayo okw'omwoyo omutukuvu okuzibwa obuggya okwe bintu byonna mu kkanisa y'endagaano empya kirina okubeerawo. Alinokusangibwa mu beera ye eyasooka kubanga ekyo kye kisuubizo ekyateekebwa mu lwatu. Kya nnaku naye kituufu, okusinza kuli mu bwereere, nga Mukama waffe bwe ya ggamba, singa abasinza basigala mu jigiriza abantu ze ba gunjawo, nga ba nyomerera Ekigambo nga ba kiteeka okubiggya mu maanyi kulwa bo bennyini. Obulombolombo bwe kkanisa bw'alangirirwa mu buyinza ne mu waaze eri abantu baabwe. Ekigambo kya Katonda eky'obuyinza kiteekebwa ku ma bali. Singa ensonga tevira ddala ku Kristo, awo kisongebwa ddala ku ye. N'olw'ekyo bw'atyo bw'ayogera Mukama, "Naye basinzira bwereere nga bayigiriza amateeka g'abantu…mudibya Ekigambo kya Katonda olw'obulombolombo bwammwe, bwe mwa yigiriza: era mu kola ebigambo ebilala bingi ng'ebyo." (Makko 7:7+13).
Oluvannyuma lw'amazima nga galagiddwa mu kulaga kuno, bonna basazewo bennyini obanga bajjajja ba makkanisa agawebwa ekitiibwa kya waggulu era n'abakyise babwe bakya gwana okuweebwa ekitiibwa era no kujaguzibwa, oba nga okuva ku nsonga ya Katonda bonna bali no kufuusibwa ku ntebe ya Katonda ey'omusango. Bonna nabo babuuzibwa obanga kimala okuva mu kulaga kw'ensonga y'omwoyo okudayo emabega eri abo abalongoosa okulaba ebyo bye ba yogera era ne bye bayigiriza, obanga tuli n'okudayo mu lubereberye, ku ebyo eby'ayogerwa ne biyigirizibwa ne Peetero, Yokaana, Yakobo ne Pawulo neri bye bakola. Abalala ba goberera omusango gwabwe obanga kimala okugenda mabega eri ebyali ebya basaja be mu byassa ebya yita bye ba ggamba, oba kiri nti kya buwaaze eri ffe okudayo mu lubereberye era n'ebintu eby'ayigirizibwa mu bulambulukufu ne bikolebwa ng'ekkanisa y'endagaano empya etandise.
Ne kuno okugerageranyisibwa okusembayo, nti tewali n'omu alekebwa wabweeru, obanga tuli no kuddayo eri ababuulizi b'okutelefayina abamanyiddwa mu nsi yonna tu ba buuze bye bayigiriza ku Katonda, ku kubatizibwa nebilala. Okusingira ddala tuli n'okukola ensonga eyamaanyi nti tuddeyo eri Ekigambo kya Katonda. tuddeyo mu lubereberye! Ekyo kya buwaaze eri ababuulira bonna n'abantu bw'ebatyo.
Nakyo kirina okuletebwa eri okutegeera kwaffe nti mu lubereberye lw'endagaano empya abayigiriza abamanyiddwa abayudaaya basubwa ebiro by'okukyala kwa Katonda. Abakulembeze ba bakristayo aba leero bogera ku bo ng'abannanfuusi era bafalisaayo naye nga mu mazima bonna bali mu musango ggwe gumu. Emabega nate tebewayo wansi w'omukono ogw'amaanyi ogwa Katonda, te bakola kwagala kwa Katonda, nga bwe bagaana okubatizibwa kwa Yokaana. N'olw'ekyo kyawandiikibwa, "Naye abafalisaayo n'abayigiriza ab'amateeka ne beegaanira okuteesa kubanga tebaabatizibwa ye." (Lukka 7:29-30).
Mu nnaku zino naffe tulina ababuulizi bangi era ne bano abakola ebisikiriza abayigiriza abalala, bagyaguza mu nkungana zaabwe era mu maaso gaabwe bennyini ba ggamba nti bakola omurimu munene mu maaso ga Katonda, naye tebategeera Katonda kyakola okusinzira ku teekateeka ya Katonda ey'obulokozi.
Yokaana omubatiza yali Nnabbi ey'asuubizibwa eya yannjula ebiseera by'ekisa, "N'abalina omubiri bonna bali laba obulokozi bwa Katonda." (Lukka 3:2-6). "Bonna bakkirize ku bubwe." (Yokaana 1:6-13). Yokaana mwennyini yawa obujulizi mu kussaa ekitiibwa mu mulokozi, "Nange saa mumanya naye ayolesebwe Isiraeri, kyenava ngija nga mbatiza n'amazzi." (1:31). Okuyita mu Nnaabbi asembayo era n'obubaka bwe ebiro ebisembayo eby'ekisa biri mu kuggwaawo, era nate esira eteekebwa ku kubatizibwa, Kaakano kya buwaaze eri bulyomu eyewayo eri etegeka y'akatonda okubatizibwa nga bwe byawandiikibwa mu linnya lya Mukama Yesu Kristo.
Buli Katonda wa kola ebyafayo bye ku nsi, Obwakabaka bwa Katonda bumenyebwa era ne biseera by'okweyongerayo mu ma kubo gaffe biba biweddewo. Bonna bandibade batwala byonna Baibuli era ne by'abatume kye bitegeza era nga tebalina kya kwe kwassa emirembe gyonna, tuna genda mu bikolwa by'abatume 19.
Omutume Pawulo n'asanga abayigirizwa abamu mu efeso. Ekibuuzo kye ekyasooka kyali, "N'agamba nti mwawebwa omwoyo omutukuvu bwe mwakkiriza?" yewunya nnyo nti abakkiriza tebafuna mwoyo mutukuvu ya buuza, "N'agamba nti kale mwabatizibwa ku yingira mu ki?" baddamu, "ne bagamba nti mu kubatizibwa kwa Yokaana." Babatizibvwa mu ngeri emu eyokubatiza nga yesu Kristo bwe yabatizibwa, okuba abayigirizwa ba Yokaana. Naye ekyo kyali tekimala. Omurimu gw'obununuzi gwali gumaliziddwa. Endagaano empya yali mu maanyi. Ekkanisa yatondebwa. Okuva mu biseera ebyo n'okweyongerayo yabalibwa olwekyo omutume Peetero n'o kutumibwa kwa Katonda yalangirira mu kubuulira kwe okwasooka. Awatali kukubaganya birowoozo, bw'ekityo kyawandiikibwa, ba ngondera ebyo omusaja wa Katonda bye ya gamba, "Bwe baawulira ne babatizibvwa okuyingira mu linnya lya Mukama waffe Yesu."
Kyetagisa okuteekebwako esira nti ebintu byonna mu nkomerero biri n'okuba nga bwe byali mu lubereberye. Okutunulira emabega mu biseera, okulongoosa n'okuzibwa obuggya kwonna okwa gobererwa kwali n'ekifo kya kyo. Nga sematalo 1 tanabaawo, mu ntandiikwa ye kyassa kya 20 waaliwo okutambula okwaanyi okw'omwoyo omutukuvu. Oluvannyuma lwa sematalo owo 2 Katonda natuma okuwonyesebwa okw'amanyi nga bwe kwali mu nnaaku z'abatume. Naye eno ye sawa yo kukyala kwa Katonda okusembayo ku nkomerero y'ebiro by'ekisa nga tanakomawo. Kaakano teki kyabalibwa omuntu yenna kye yayigiriza oba kye yakola mu mirembe egya yita, naye byokka ekigambo kye kigamba, eby'aliwo mu lubereberye. Etegeka eya Katonda eye Baibuli nga bwe yali mu Kkanisa eyasooka erina okuzibwawo.
Bonna kaakano abagaana okubatizibwa mu linya lya Mukama waffe Yesu Kristo, kiki ekitundu ku jigiriza eyasooka (Abaebbulaniya 1:2), bagaana bennyini etegeka ya Katonda ey'obulokozi, gye balowooza okubuulira oba okukkiriza. Singa omuntu yenna takkirizigannya na kyasooka, enjigiriza yennyini, olwo tekiriba kyamugaso eri bo okumubuulira ebintu byonna bye bakoze mu linnya lye (Matayo 7:21-27). Bali wulira "Muve wendi…" okuva mu lulimi lwa Katonda mwennyini. Ekyo kye Bw'atyo bw'ayogera Mukama mu Kigambo kye.