EBALUWA - Mwezi gwa kubiri 1978
Kiseera ku kiseera, mbadde, buteleevu n’okulugamizibwa okw’omunda okw’omwoyo omutuukuvu. Mu mwezi ogw’ekkumi 1976, naali ntesetese olugendo okugenda e’ Newzealand ku lukungana. Mu lugendo lwange, naali ntegese enkungana enddala mu Yindiya. Entegeka zaari zikooleddwa, awo mbagirawo, ku ssaawa 4 ku makya gamu, edoboozi y’omunda n’eyogera mu bulambulukufu, “Saazamu olugendo okugenda Yindiya!” Sayagala kuwuliriza, nga bulijjo bw’engezakko okukuma ekigambo kyange. Ku ssaawa nga 05:30 ez’okumakya ekintu kyekimu ne kidamu n’amaanyi, “Saazamu olugendo okugenda Yindiya!” nabukiira waggulu, n’enkwata essiimu era nensidika okubamanyisa. Osobola okukifumintiriza embeera gye nalimu bwe nawulira amawulire age ssaawa 2 ewaka nga olunaaku lwe baali bankwatidde okulinyira ko enyonyi okuva e’ Bombay okugenda e’ Madras? Enyonyi gye naali n’okukozesa yakwaata omuliro nga yakamala okubuuka nesirira yonna era abasabaaze 96 ne baffa. Oba oly’awo Katonda yaali tanaaba kumaliriza mu bujuuvu nange. Ayi kutya okwebaza okw’omunda eri mukama okwassabaana emeeme yange.
Ku Sande, nga 25th omwezi ogw’omwenda 1977, ekintu ekyewunyisa nnyo kyaaliwo. Bwe naali nga nvunga ngenda e’ Zuerich mu lukungaana, omutima gwange gwaali muziito olw’abantu bakatonda. Nga sisoboora ku kyebereeka okujjako okukaaba, era bwe nayogera eri mukama, ne ngamba, “ayi Katonda bikumi na bikumi ebya bantu bo bagenda kwe solooza olw’olukungaana leero. Guno omwaka gusemberera enkomereero yaagwo, era twekakasa okuyingira mu mwaka 1978. Kiki kye, nnina okubulira abaana bo ekiseera kino? Beetaaga okudizibwamu amaanyi okuva gy’oli okuva mu byawandiikibwa.
Bwe naali nvunga nga ngenda, nsaaba era mpadeyo omutima gwange, n’ayogera eri nze mubulambulukufu n’edoboozi ery’omunda nate nagamba “Yogeera eri abantu bange ku muwereeza wange Musa”. Nalowooza nga kino kipya nnyo era nenziramu, “Mukama era simanyi!” Neyeyongera, “Sooma Bik. 7 okuva ku lunyiriri 17”. Abo abataberangakko n’obumanyirivu obw’ekintu nga kino, tebalikitegeera. Nantandika okukankana, naali n’okugenda mu kiifo ekiddako ekiyimiriramu motoka era nantandika okukaaba mu bukambwe. Oluvannyuma olw’akasera katono, nasooma ekiwandiiko, era ndimusanyufu, olw’omwoyo omutuukuvu okumpa okutegera kwakyo. Ekisera ky’ekisuubiizo eky’okuva okw’abaana ba Isirayiiri kwaali kusemberera, naye kwaali tekunaba kutukira ddala.
Musa bwe yali nga wa myaka 40 egy’obukulu, ne kimujjira mu mutima gwe okukyalira baganda be. Yalowooza nga bajja kutegera nti Katonda agya kubanunnula nga ayita mu ye, naye tebakitegeraa. Olunaku olwasoka, yatta omumisiri, olunaku olwadakko, yagezaako okumalawo okuyomba wakati wabayudaya ababiri, era awo n’adukira mu nsi ya Median nga talina kintu kyonna kyamazeko. Ekiseera kya Katonda kyaali kisembedde, naye nga tekinaba kutukira ddala.
Ab’oluganda abagalwa, mulaba bwe bitambula nga bigenda luyi luumu? Musa yagenda n’ekirubirirwa ekirungi ennyo. Yakimanya nga yayitiibwa olw’ekigendererwa ekyo, naye essawa ya Katonda yali tenaba kutuuka. Okusinzira ku Bag. 3:17, amateeka gaweebwa myaaka 430 oluvannyuma olw’ekisuubizo. Katonda yali ayogedde eri ibulayimu ku kiseera eky’emyaka 400. (Lub. 15:13) Musa bwe yali nga wa myaka 40 egy’obukulu, myaka 390 zokka ezaali zakayitawo. Ye yali nabbi omutufu, era yalina obubaaka obutuufu. Buli kintu kyaali mu nkoola etukiridde, kyokka kye yeyuna kwali kutegeka kiseera.
Kuuno kuyiiga eri olunaku lwaffe. Tekimara ekiseera okusembereera, ssaawa erina okutuka. Ekiseera bwe kisembereera, tutebereeza era netugezaako okutukkiriza ekigambo kya Katonda, ekivamu okunakuwaziibwa. Ekiseera bwe kituka, Katonda ow’omuggulu ajjukiira ebisuubizo bye n’akola entegeka ye ey’obulokoozi n’abayudaya era n’abanawanga. Ekyo kikakasibwa.
Katonda atuyambe okukimanya nti nabbi ow’amaanyi Isirayiri gye yalina yavunanizibwa okutegeka ebisera mu kifo ky’okulindirira Katonda okulangirira. N’olwekyo, tuleme ku kitwala nga kyewunyisa nti nabbi omukulu kkanisa gwe yalina yategeka ebisera mu kutebereza kwe. Kino tekikyusa mazima nti Katonda agenda kumaliriza ekigendererwa kye mu kisera nga bwe yasuubiza. Katonda tagayarangakko.
Wewaawo, ebintu bino byonna byatebwa mu ntegeka enkulu eya Katonda. Tugende mu maaso ne Katonda era tugenda kujulira era tubere n’ekintundu mu mulimu omukulu ogw’ebiseera byonna. Mukama abawe omukisa nnyo.
Lwa kutongozebwa kwe,
Bro. Frank
Oluvanyuma olw’emyaaka gino gyonna, njagala okwanjula ow’oluganda ali ku mulimu mu Soviet Union. Obujulizi bwe bwa kitaalo nnyo. Okuva ku lukungana olw’edembbe ly’obuntu, yafuna olukusa okuva mu b’obuyinza okutalaga eggwanga lyonna. Mukama alikukozesa ow’oluganda mu maanyi. Si bikumi byokka, naye enkumi zabatizibwa mu linya lya mukama Yesu Kristo. Omulimu omunene ogulikolebwa mu mawanga ga Iron Curtain guuli mu Russia.
Olw’ekisa kya Katonda, nakulemberwa okuwandiika era n’okusasanya enyanjula ne byaaliwo eby’enjawulo okuva ku kuzaalibwa okutuka ku kugenda okwo ow’oluganda Branham.
Era tukuute omulimu ogw’okuvunula mu nnimi ez’ebuvanjuba bwa Europe. Obubaaka nga 30 obwa makulu kati we buuli mu nnimi taano ezimanyidwa ennyo. Okuva buli mu gwanga ku gano, ekiwandiiko ekisanyusa kiwebwa. Mazima mukama alina engeri ze era zakitalo.
Okuva bwe tulina okubulira mu lungereza mu buvanjuuba ewaalako, amawanga mangi ku gano ag’Asiya gatukibwako. Emabegako awo, okusaba kwajja nga bagala tubere n’okwanjula okuyita ku mpewo mu lukyaina. Olw’okwagala kwa mukama, kino kisobola okutandika mbagirawo, nga bwe twafuna okudibwaamu okulungi okuva ku mukuutu gwa radiyo, ow’oluganda Teo owa Singapore, kyamuli ku mutima okutegeeka obubaaka mu lukyaina. Mukama amuwe omukisa olw’okufubinkana.