EBALUWA - Mwezi gwa kubiri 1978
Olukungaana mu Krefeld:
Mu mwezi ogw’okutano nga 10th-14th 1978
Nga mukama ayagadde, tutegeke okubera n’enkungana ez’enjawulo n’abawereza abayimiridde ku kigambo.
Okukungana okusoka – omwezi ogw’okutano nga 10th ku ssawa 1:30 ez’akawongezi
Okukugaana okusembayo – omwezi ogw’okutano nga 14th ku ssawa 9 ez’eggulo.
Ekisawe kyaffe eky’enyonyi eky’ensi zonna kiyitibwa Duesseldorf. Waliwo emotooka ekola okuva ku kisaawe okutuuka eggali y’omuuka we lindira abasabaze mu Krefeld. (25 km ebisaale by’entambula – 5 DM). Okuva egaali y’omukka we lindira abasabaze okutuka ku nkulungo ye minsani (5 – 6 km ebisale: 5 – 6 DM) Siimu y’ekkanisa 02151 544 141. Singa otutegeeza ekiseera eky’okutukirako, tukukyime ku kissawe.
Nga bwetugenda okusuza abantu abawerakko, tusaba otutegeze okujja kwo mu kiseera. Bw’oba nga oyagala era nga osobola okupangisa wuteeri okusinga okubera mu mayumba agaali ku minsani, nakyo kyogere. Eky’emisana n’ekyeggulu begenda kugabibwa ku kkanisa ku bwereere.
Entegeka zonna ez’okulinya enyonyi zirina okukolebwako nga olugendo terunaba kutandikibwa, kubanga eggandaalo egwanvu olw’okujaguza olunaku olwa pentakoti, ebitongole eby’entambula bigaalibwa mu gwanga lino nga 13th – 15th omwezi ogw’okutano.
Ab’oluganda abagenda okuwereeza bakole entegeka nga ekisera tekinaba kutuka bakwatagane n’aboluganda mu mawanga ge basubira okukyalira nga enkungana tezinaba ate era nga zimaze okuberawo.
Alina olukusa okuwandika: ow’oluganda E. Frank, ekifo kya kasanduku 905, 4150 Krefeld, bugwanjuba bwa Germany.