EBBALUWA - Omwezi ogw'ekkumi nebiri 1985

Omurembe guno

« »

Ebisera bigenda mu bwangu. Omwaaka omulala gufuse byafayo. Kati myaka abiiri kasokedde ow'luganda Branham atwalibwa okuba ne mukama ku 24th omwezi gw'ekkumi n'ebiiri,1965. Mu mwezi ogw'okutano 1986, gyigenda kuba myaka anna kasokedde bendera ya Buyuddaya ewanikibwa oluvanyuma olwe myaka 2500. Ku lunaku lwe lumu nga 7th omwezi ogw'okutano 1946, malayika wa mukama yalabikira ow'oluganda era namuwa okutongozebwa okw'enjawulo. Oluvanyuuma olw'ekisera eky'emyaaka ebiiri ogy'okukyusibwa, Isirayiri yalangirirwa nga egwanga ku 14th omwezi ogw'okutano, 1948. okusinzira ku balaba na maaso gaabwe, Abayudaya bali bayimba ku lunaku olwo mu nguudo eze Yerusalemi, “ekitibwa, ekitibwa, halleluya! amazima, n'obutuukirivu bwe bugenda mu maaso gaffe.”

Okufayo kwaffe ye Matayo. 24:34, “Mazima mbagamba nti emirembe gino tegiriggwaawo, okutuusa ebyo byonna lwe birikolebwa.” Kubanga olunyiriri luno lwatebwakko essiira okuba entagama ey'ekisera, kyetagisa okuwa okunyonyola okutontono. Ekigambo “murembe” tekikwatagana na banga ya kisera yadde n'akatono. Okusinzira ku “Webster” kidayo ku nddyo era kiva mu kigambo “geniratasi” ekitegeza 'nazaala', 'okuzaalibwa kkwo' era n'ekigambo “ginasi” ekitegeza 'ezzadde', 'oluubu'. Kino kikulu nnyo. Eky'okulabirakko ekikwatibwako kirina okulaga amakulu g'ekigambo kino. Bajajja murembe gumu, abazadde murembe mulala, abaana babwe murembe gudakko, era abazukkulu gwandibadde murembe gwakuna. Butya emirembe nga gino bwegitafanana mu bisera, tugenda ku kiraga okuva mu kigambo kya Katonda kyenyini.

Mu Matayo. 1:17 tusoma, “Bwe gityo emirembe gyonna, okuva ku Ibulayimu okutuka ku Dawudi, emirembe kkumi n'ena.” Singa otunulira ku lukalala olw'ebisera, waliwo entagamu ya myaka nga 1000; bwogabizamu n'ekkumi n'ena, ogenda ku myaka nga 70 eri buli murembe. “awo okuva ku Dawudi okutuka ku bwa Babuloni nate emirembe nga kkumi n'ena” – naye emyaka nga 400 zokka; bwogabizamu n'ekkumi n'ena ojja ku myaka nga 28. Eky'okusatu, “Okuva mu kuwambibwakwa Babuloni okutuka ku Kristo” giiri myaka nga 600; bwogabizaamu n'ekkumi n'ena ofuna myaka 42 egikola omurembe ogumu. Omuntu yenna asobola okukebera ekisera ekyaweebwa eri ebbanga ery'emyaka n'ena okuba omurembe ogumu ku mirembe egyogedwakko.

Olunyiriri luno olumu mu byawandikibwa lulina okutuyigiriza omusomo omukulu ennyo, nti 'omurembe' mu baibuli y'olungereza telwogera ku bbanga lw'obungi bw'emyaka, nga bwe kilabibwa ennyo kakaano. Ekitabo eky'omutendekero y'America ekiwa amakulu g'ebigambo kiraga myaka 30, Germany eyogera myaka 33. Abasomi ba baibuli batwala ekisera eky'emyaaka ana eky'olugendo lw'abaana ba Isirayiri okuyiita mu ddung okuba ebbanga ery'omurembe ogumu. Kityo bwe kyali, naye tekyetagisa nate. Okuva ku Ibulayimu okutuka ku Dawudi omurembe gumu ogwatuka ku myaka 70. Kityo bwe kyaali naye kati tekyetagisa nate. Okuva ku Dawudi okutuka ku kuwambibwa kwa Baboloni murembe gumu gwa myaka 28. kyaali bwekityo, naye kati tekyetagisa nate n'ebirala ebiiri nga bityo. Tikikulu bbanga ya kisera bweeba, ekigambo ekyo kitegeza 'oluubu'. Kirina akakwate ku nddyo. Abaana baffe bakola omurembe ogudakko, era n'abaana baabwe nabo ne bakola omurembe oguudirira ne birara bwebityo.

Mukamu yali ayogera eri Abayudaya, n'abakakasa nti ezzadde lyabwe, abaana baabwe, oluubu lwabwe lugenda kuberawo. Okutulugunizibwa kwonna, yadde midumo gye mundu tebiribamalawo. Kakaano bakomawo mu nsi yabwe, era Katonda agenda kubera n'engeri nabbo okusinzira ku kisuubizo kye. Ekigambo 'murembe' kiri mu baibuli ya lungereeza yokka.. Teeri nakisera kimu wonna wekisangibwa mu lugirimani, lurasiya oba mu ennimi enddala. Enkozesa mu nakku za baibuli teyali na makulu gamu ne leero, nga bwetulabye. Kino kikakasibwa mu Lub. 5:1. Awo tusoma, “kino kye kitabo eky'okuzaalibwa kwa Adam…”. Mu Lub. 6:9 kigamba, “kuno kwe kuzaala kwa Nuuwa…” Mu Lub. 11:10 kyogera, “kuno kwe kuzaala kwa Seemu…” Mu Lub. 17:7, “n'eri ezzadde lyo…” Mu 1Byom. 1:29, “okwo kwe kuzaalibwa kwabwe…” Buli omu asobola okusoma mu bifo ebyo nakizula nti engeri eyakozesebwa ku kigambo kino eri mu nkwatagaana na nddyo era si kisera kya myaka ana.

Kubanga ekigambo kino mu Matayo 24:34 kyatebwakko essiira nga ekisera kya myaka ana, abalala batesewo ennaku, nga bakkiriza nti omurembe ogusembayo gwantandika mu mwezi gwakutano '46. Abalala babala kuva mu mwezi gwakutano '48, Isirayiri we yafukira eggwanga. Naye batekako ekya wandiikibwa nti ekisera kirikendezebwa olw'omulonde era n'olwekyo ne batuuka ku kisera ky'ekimu '86/'87.

Nga bwe nakulemberwa okulabula abantu ba Katonda ku myaka 1977 era ne '83/'84, era ndikukikola nate ne kakaano mu linya lya mukama. Nga bwe kyalambikibwa, ekigambo 'omurembe' kirina kusoma 'oluubu' nga bwe kisangibwa mu nvunuula entufu mu Lamsa. Ensi eyogeera olungereeza erina okufuna okutangazibwa kuno. Tuli kusuubira okujja okw'okubiri okwa Kristo, okugenda okubawo akaseera konna. Ekisera ky'ekimu teeri muntu kweyiibala kutekawo saalesale oba nankozesa nkyamu eya Matayo 24:34. Ensonga eyo erina okutegelebwa eri bonna ssawa ya kakaano. Tukkiriza, mukama asobola okujja akasera konna. Naye teeri n'omu amaanyi ebbanga ye kisera ekyatekebwawo eri ffe. Singa mba wanno ku nkomeleero y'omwaka1986, nditendereeza mukama era ne muwereeza. Ngenda koola ky'ekimu mu 1987, '88, '89 ne '90 era ne gidakko. Tuwereeze Katonda era tukozese ekisera paka nga mukama akomyewo. Nsubira, abakkiriza ab'obubaaka obw'enkomeleero bwe bandikitegedde nga kyetagisa kitya n'amakulu ag'okulambulura kino bwekuri. Lowooza bwa kubuzibu obwandibadewo, singa omu yandyagade okulangirira ebyawandiikibwa obutaba bitufu, oluvanyuuma olw'ekisera kino eky'emyaka ana nga kiyise, kubanga ekigambo 'murembe' tebakitegera era bakikozesa mu bukyamu.

Omuntu yenna alwanyisa okumanya okurungi kati n'alemera ku mwaka, alivunanizibwa ku lunaku olw'omusango. Abalala oba oly'awo bwebekwata ku ndowooza ey'emyaka ana okuba ekisera ky'omurembe nga eky'enkomeredde kyabwe balina okuva ku byawandiikibwa oluvanyuuma olw'ekisera kino okuyiita. Lwaki tetulekera bisera oyo ataggawo? Ne kakasa nti abaana bakatonda bonna bagenda kuba basiimu olw'endowooza entontono ezilambikidwa wano era bagenda kulowooza ku nsonga eno mu kusaba.

Paka leero, embalirira zonna n'okutekawo ebisera kwali kukyamu, era nabwekityo n'ebigenda okubera mu maaso bwe biribera, nga oteseeko nekyo eky'emyaka ana. Tulina okukitegera nti ndowooza ya basomi si bunnabbi oba njigiriza ya batume. Matayo. 24:34 eyogera ku luubu olw'Abayudaya nga omurembe.

***************

Wakati mu mulimu ogw'okuvunuula n'emirimu emirala mingi kyasooboka eri nze okutambula engendo nyinji omwaka guno. Ekitabo kisobola okuwandiikibwa n'obujulizi biki Katonda byakooze. Oluvanyuuma olw'okuwereeza mu Lebanon, Misiri, Jordan ne Syria mukama anzigulidde enzijji okwetolora olubalama lw'Arabia. Olugendo lwange olwasembayo okuyita mu kitundu ky'olubalama nawulira obujulizi obw'enjawulo obwa kakensa eyagenda mu teleekero ery'ebitabo erya America eriili mu gwanga eno eya basiramu. Ekyamwewunyisa yasanga eyo akatabo kange KKIRIZA BWATI BWA'AYOGERA MUKAMA. Oluvanyuuma olw'okukasoma, yamatizibwa na mazima era nannyaniriza. Wakati mu bantu nga 300, yawa obujulizi obwakola enjawulo ku bantu bonna abawuliriza.

Bwe tukkiriza obubaka buno okuba okuyiitibwa okusembayo, kati no bulina okutuka ku nkomeleero ze ensi olw'omulonde asembayo asobole okubuwulira. Mukama ayiita abantu okuva mu nsi zonna , ennimi n'amawanga. Mu buwombefu bwonna, nsobola okwogera nti mukama ankozeseza, okutambuza obubaaka buno mu nsi zonna oluvanyuuma olw'owoluganda Branham okutwalibwa mu kitiibwa. Njagala okwebaza mmwena omulaaze okwagala kwamwe n'okumbudabuda eri nze bwe nabakyalira mu nsi zamwe. Mu nzijukkire mu kusaba kwamwe nga bwe kyalambikibwa ne Pawulo mu Bar. 15:30.

Okuyiita mu mwaka 1986, mbagaliza emikisa gya Katonda.

Kutongozebwa kwe

Ewald Frank