EBBALUWA - Omwezi ogw'ekkumi nebiri 1985

Okwanjja okw'omwoyo

« »

“BWATI BWAYOGERA MUKAMA WEGGYE nti emikono gyammwe gibe n'amaanyi, mmwe abawulira mu naaku zino ebigambo bino ebiva mu kamwa ka bannabbi” (Zek. 8:9). Waalingawo amaanyi mu kutegera era ne mu kukkiriza ekigambo kya Katonda ekisuubize. Danyeri yanonyereza mu byawandikibwa era naasanga obunnabbi obwawebwa Yerimiya. Ako ke kasera ke yantandika okunonyereeza okutukirizibwa kwabwo, era ne kimubikulirwa eri ye. Kakaano tulina okuba n'obumanyirivu mu kitundu ekisembayo eky'entegeka ey'obulokoozi, era tukkirize nti buli mwana wakatonda alina okuba mu kukaanya n'ekigambo kya Katonda. Awatali ekyo tetugenda kumaliriza. Nga bwe tusembedde nnyo okujja okw'okubiri okwa Kristo, Katonda awadde okutangaza buli mu njigiriza ya baibuli n'omutwe gw'omusomo. Ebyama ebyakwekebwa byabikulwa. Twagibwa okuva mu buvuyo era netuletebwa mu kutegera okwagala kwa Katonda eyalagibwa mu kigambo kye. Bonna abogera mu linya lya mukama bagenda ku kikola mu kukaanya kwonna n'obubaka obw'obunnabbi n'ebyawandikibwa.

Okutuka ku nkomelero y'olugendo, omu teyetaga kutandikira wayagalira naye ategezebwa ekkubo. Mu mwoyo, buli omu asubira ekkubo okuba etuufu. Tulina okuba nga tusobola okukakasa kino mu byawandikibwa ebituukuvu. Kubanga y'enkomelero ey'olugendo lwaffe olutaggawo, tulina okwekakasa nga tetusubiriza. Okuyayana okw'obuziba okwa buli mwana wa Katonda kwe kuwereeza mukama era n'okumusanyusa. Okukola kino tulina okusigala mu kigambo kubanga wanno wokka wetubera abayigirizwa abatufu.

Mirundi mingi tutese essiira ku ow'oluganda Branham okuba nabbi ow'ekigambo. Mu bujulizi bwe kisobola okusomebwa kiki kye yagamba bweyatwalibwa okusuuka olutimbe mu kisera eky'obulamu bwe. Yagamba, “nabulira enjiri emu Pawulo gye yabulira era n'embatiza nga Pawulo bwe yakola.” Ekibina ekyaali kyambadde ebyeru ne kiwoogana ne doboozi limu, “Tukkiriza ekyo. Tukyesigamyekko.” Oluvanyuuma n'awulira ebigambo “Okwagala okutukkiridde kwokka kwe liyingira wano.” Okwagala kwa Katonda bulijjo kwe kwagala okw'amazima, era amazima emirembe n'emirembe kye kigambo kya Katonda. Mu kwagala kuno okutukiridde kwokka abantu ab'omubiri gwa Kristo baliba bumu.

Mmatizibwa nti omulimu gwa Katonda, ogwatandika okuyita mu kulondebwa okwa bwa Katonda okw'obuwereeza obw'owoluganda Branham, bugenda kweyongera paka ku nkomelero. Ndaba okuduka nga bigenda luyi lumu mu kisera kya Musa ne Yoswa, era ne mu kisera kye tulimu kakaano. Si kyansonga kiki omuntu kye yakola oba kye yagamba, tukiraba mu bwelufu nti obuwereeza bwa Musa bweyongera paka abaana ba Isirayiri bwe bawamba ensi. Yoswa teeyajja na njigiriza oba nvunula mpya, era teyaleta ka ddini ka nabbi – yamaanya ekigambo era n'agenda mu maaso. Yatekebwawo na Katonda era nagamba ba kabonna okutwala essanduku y'endagaano n'ekigambo kya Katonda era ebeere mu maaso g'abantu ba Katonda. Oluvanyuma olw'akasera ak'okulindirira, batuuka mu ensi ensuubize. Ky'ekimu ekiri kuberawo ne kakaano. N'okwekakasa okwo buvumu, nsobola okwogera nti tetugaase kko kintu kyonna ku bubaaka bwa Katonda, tetulina kintu kyetuvunudde naye tutambuza ekigambo kya Katonda eky'olunaku luno. Ku kisera kya Katonda tugenda kulaba ensi ensuubize mu bukakafu nga bweyagamba. Twetaga kuguminkiriza kwokka era tutambule n'okukkiriza ne mukama, awo no tugenda kufuna ekitundu ku byonna byagenda okukola.