Kulubereberye waaliwo Kigambo si ku vunuula
Lwaki Ekigambo "obu'ssatu" tekyawandiikibwa nade ekiseera n'ekimu mu Baibuli
Lwaki eky'ogerwa "Katonda mu bussatu" tekisangibwa n'ekiseera n'ekimu mu Baibuli?
Lwaki Baibuli teyogera nade na lumu ku Katondanti abeerawo mu bantu bassatu?
Lwaki tewali n'omu okuyita mu ndagano enkadde yonna eyasaba eri "Kitafe mu ggulu"?
Laki ekyogerwa "Katonda Omwana" tasangibwa n'ekiseera kimu naye "Mwana w'aKatonda"
Lwaki tewaliwo we ky'ayogerwako ku kulaga "Katonda Mwoyo Mutukuvu" mu by'awandiikibwa, naye "Naye Omwoyo gw'aKatonda"? Okusingira ddala kubanga katonda y'ensonga y'ensibuko. Omwoyo Omutukuvu gw'emwoyo gw'aKatonda, oba si gwo?
Lwaki Ekigambo-kwegata "Mukama Katonda" – ELOHIM JAHWEH" kisangibwa emirundi egisoba mu kaakaga mu ndagano enkadde, ne kitayogerwa na kaseera wade kamu mu ndagano empya okuva mu Matayo okutuuka ku baluwa ya Yuda – okujako mu kitereza abasomi okuva mu ndagano Enkadde mu Lukka 1:32 - ,naye nate mu bitabo by'abannabbi, Okubikkulirwa? Mu ndagano Enkadde Mukama ye Katonda. Mu ndagano Empya tusoma, "era Katonda y'azuukiza Mukama waffe, era naffe alituzuukiza olw'amanyi ge.' (1 Abakkolinso 6:14).
Lwaki tusanga mu baluwa z'abatume "Katonda" okuba kitafe ne "Mukama'okutekerwako esiira nga Omwana? Okusingira ddala kuba Katonda yafuka kitafe okuyita Mu Yesu Kristo Mukama waffe.
Lwaki kyogera no kulaga okuzalibwa kw'Omwana, "…n'erinnya lye liriyitibwa nti wakitalo, ateesa Ebigambo Katonda Ow'amaanyi, Kitaffe ataggwaawo, Omukulu w'emirembe…"(Isaaya 9:5+6), naye si kiseera n'ekimu "Omwana w'emirembe gyonna"?
Lwaki tetusanga kifo na kimu mu Baibuli mu biseera bye banga ly'endagano Enkadde Kitaffe we yandiogedde eri Omwana? Okusingira ddala kubanga Katonda nga Kitafe yali ta nelaga mu Mwana!
Lwaki Ekyawandiikibwa ekitukuvu te kyogera akaseera n'akamu nti Katonda nga Kitafe alina n'omwana naye mu butagwaawo? Okusingira ddala tekyaliwo! Okuzalibwa kw'Omwana kw'alangirirwa okuyita mu ndagano Enkadde ne kubeerawo mu ntandikwa y'endagano Empya! Ekyo eky'obw'aKatonda amazima ga Baibuli! N'olwekyo te tusanga kifo mu Baibuli ekyogera ku kubeerawo okulala okw’Omwana.
Lwaki twalagibwa okusaaba, "Kitaffe ali mu ggulu, erinnya lyo lituukuzibwe…? Lwaki tu saaba, "Kitafe ow'omuggulu", naye si, "Omwana ow'omuggulu"? Mu buta buusabusa kubanga tewaaliwo Mwana w'amuggulu abeerawo.
Lwaki Mukama Katonda kyoka ya layira mwenyini, "Nneerayidde nzekka, bw'ayogera Mukama" Oluberyeberye 20:16; Zabuli 89:35; Amosi 6:8 Abaebbulaniya 6:13 a.o.)? Okusingira ddala kubanga tewaliwo muntu mulala mu Katonda Okujako Ye!
Kyogerwa wa mu Baibuli, "Kitaffe ataggwaawo, Omwana taggwaawo ne Mwoyo mutukuvu taggwaawo"? Kaakano wano, ku lwekyo. Ekintu kiwandiikibwa kitya mu kigambo mazima nga si kya mazima.? Ky'ankomeredde tekisooboka.
Lwaki te tusanga akaseera n'akamu mu Baibuli ekigambo "Ekitibwa kibeere eri Katonda Kitaffe, eri Katonda Omwana neri Katonda Mwoyo mutukuvu" ? Amiina te goberera wano, kubanga kitegeza "n'olwekyo kibeere kyekyo", era n'olwekyo tekiri bw'ekityo!
Lwaki ekigambo "Kitaffe Omutonzi" tekyawandiikibwa mu Baibuli? Kiki Kitaffe kyakola n'obutonzi ne kiki kyakola n'abana be ab'obulenze n'ab'obuwala? Mu kuwa ekitibwa obutonde Katonda Ye Mutonzi, eri abaana be ab'obulenzi n'ab'obuwala Katonda Ye Kitaffe.
Lwaki tewali nnabbi yenna mu ndagano Enkadde oba Omutume mu ndagano Empya soma mu ky'awandiikibwa eky'oluberyeberye 1:26-28, "tukole omuntu mu ngeri yaffe…", obunji bw'abantu mu bulamba bw'aKatonda? Kubanga bali wansi wansi w'okulungamisibwa n'Omwoyo Omutukuvu.
Lwaki tewali mutume n'omu atategera okutuma okwa webwa mu Matayo 28 ne mu buzibe ne ba dingana ekyawandiikibwa, naye bo bategera mu bulambulukufu mu bwesigwa ne basobola okukiteka mu nkola Okubatizibwa okuyita mu linnya ly'endagano Empya mu eryo Katonda Yelaga mwenyini nga Kitaffe, Omwana, n'Omwoyo Omutukuvu? Ku lwe linnya lye bali balina okubatizamu lya bikulwa gy'ebali.
N'olwekyo, mu bukristayo obw'asoka n'okutuusa ku nkomerero ye kyassa ky'okubiri abakkiriza babatizibwa mu mazima Mu linnya lya Mukama waffe Yesu Kristo (Ebikolwa by'abatume 2:38; Ebikolwa by'abatume 8:16; Ebikolwa by'abatume 10:48; Ebikolwa by'abatume 19:5; Abaruumi 6:3 a.o.). Okusinzira ku Kutumibwa Okunene, ate nga si na kaseera n'akamu mu ngeri y'obussatu.
Kisobola okuba eky'ekango eri abasomi nti engeri y'obussatu ekozeseebwa mu ku lwe bikula by'ebintu byonna, buli bukristayo bw'abulimba gy'ebuli: okugamba eby'omumaaso okusoma obusitaze bw'ebyo eby'obuwangwa, okuleka ekimeza okuseyeyera mu banga n'Omwoyo gwa wakati mu biseera, kulw'ebikolwa byonna eby'emizimu, Ebikolwa by'abalogo n'amanyi gabasaawo, newankubabe nga alayira bwaba ayingira entegeka z'enzikkiriza. Okukiriziganya kw'ab'ol uganda mu kikunsu, ekifo kyo kwebaka kirina okudinganibwa ne buli omu, ne wankubadde Bayudaaya, mu "linnya lya Kitaffe, ery'Omwana nery'Owoyo omutukuvu".
Tewali n'omu akkirizibwa okweyawula n'obutakkiriziganya n'amazima nti tewali ku saaba n'okumu, teri kikolwa n'ekimu kyaliwo mu ngeri y'obussatu mu biseera by'ennaku za Baibuli! "Wekenenye ebintu byonna" kye kilagiro eri fe fenna ate nga kigenda okusingira ddala eri abakristayo bonna ebikwatagana kwebyo ebikolwa ebitali mu by'awandiikibwa! Kiki ekirina okubalibwa nga kituufu? Ekigambo ky'aKatonda oba buwangwa bwa Kkanisa? Baibuli ntuufu oba kuwakana?
Mu kulaga enkyuka kyuka yonna, okuvunuula n'obulimba tulina okubuza: Lwaki ababuulira, Ababuulizi n'abayigiriza ba Baibuli, abasitula Ekigambo ky'aKatonda mu kamwa kabwe, mu buzibe nga kibawa okukyemukira ddala waggulu omukono wansi nga bakuma egigiriza ey'obuwangwa etali y'aBaibuli?
N'esuubi abasomi bonna, oluvannyuma lw'okukyusibwa okuva ku Kigambo ky'aKatonda ya letebwa wansi ajjakuba n'ekisa mu ngeri yonna okukola okusalawo okutuufu nga bateka ebintu mu bukyamu. Tewaliwo kubo ddala lyonna: buli kintu ne buli muntu alina okuyimirira eri omusango gwa Katonda kaakano. Okulabula kulina okuwebwa kaakano, tekisobola ku linda okutuusa nga kikerezi.
Ensoga zonna eza tebwawo ne "Lwaki" kirina okutunulirwa mu butangavu bw'ekigambo ky'aKatonda. Waaliwo ekisengenge eri okuwakana kwonna. No kuwakana omulabe y'asiruwaza abakkiriza akaseera kawanvu. Kaakano kyo ekibuzo ekikulu kye kisigadde: amazima gali ki ku bussatu? Amazima gali nti tekyaliwo mu butaggwaawo, Si mu banga ly'ebiseera nera tekiribeerawo mu butaggwaawo!
No bumalirivu bwonna naffe tulina okubuza: Lwaki Eky'awandiikibwa tekimanyi "Enjigiriza ya Yesu yekka"? Kubanga tekiri mu by'awandiikibwa. Kisobooka kitya Omwana eyazalibwa Omu Yekka? Yandiesabidde atya, nebilala?
Laba Edoboozi ne liyima Mu ggulu nga ligamba nti, "oyo ye mwana wange, gwenjagala, gw'ensanyukira enyo" (Matayo 3:17; 17:5). Buli muntu yenna akkiriza nga Yesu ye Kristo nga azaaliddwa Katonda alina obulamu obutaggwaawo." (Yokaana 3:36). "buno bwe bulamu obutaggwaawo okutegera gwe Katonda omu ow'amazima, n'oyo gwe watuma, Yesu Kristo." (Yokaana 17:3). Nga obuvoozi nga "Enjigiriza y'obussatu" yo, kyamu eri kye kimu ne "jigiriza ya Yesu yekka". Ekigambo ky'aKatonda kyonna ekilongofu ekiri mu obujulizi obw'amazima No kubikkulirwa kw'aKatonda eri abantu we kulagibwa emirembe gyonna kutuufu. Mu ndagaano Empya Katonda yelaga nga Kitaffe Mu ggulu ali waggulu waffe mu mwana ku nsi naffe n'okuyita mu Mwoyo omutukuvu mu ffe. Kyogera ku bintu byonna ebitasobola kunyonyorwa ebyama by'aKatonda Omutume Pawulo awandiika, "Era awatali kubuusabuusa ekyama ky'okutya Katonda ky'ekikulu; oyo eyalabisibwa mu mubiri n'awebwa obutukirivu mu mwoyo, nalabibwa b'amalayika, n'abulirwa mu mawanga, n'akkirizibwa mu mawanga n'atwalibwa mu Kitibwa." (Timoseewo 1:3-16). Katonda wa leta etekateka Ye ey'obulokozi n'abaana be bonna ab'obulenzi n'ab'obuwala okumaliziibwa, nga we ky'asalirwaawo ng'omusingi gw'ensi tegunabaawo, okwelaga kw'Omwana ku nabeerawo mu Katonda mu oyo mwe yava bimale bituukirire, "Naye byonna webirimala okussibwa wansi we, era n'Omwana yenyini n'alyoka assibwawansi woyo eyassa byonna wansi we, Katonda alyoke ebeerenga byonna mu byonna." (1 Abakkolinso 15:28). Kyewunyiisa, kiki obuziba bwe kyama ky'omukisa: Katonda mu Kristo nera Kristo mu ffe esubi ry'ekitibwa!
Ebisuubizo byonna eby'aweebwa okuyita mu ndagano Enkadde mu kulaga kwo kujja kw'Omwana okutandikira ddala mu lubereberye. 3:15 okutuusa ku malaki 3:1, by'atukkirizibwa ku ntandiikwa y'endagaano Empya. Oba waaliwo omuntu agenda okugana bino?
Eby'atukkirizibwa by'ali 2 Samwiri 7:14, "Nze ndi kitaawe naye aliba mwana wange…" (Abaebbulaniya 1:5a).
Eby'atukkirizibwa by'aliZabbuli 2:7, "Oli mwana wange leero nkuzadde" (Abaebbulaniya 1:5b).
Eby'atukkirizibwa nabyo byali, "Naye gwe wanzija mu lubuto lwa mange …Okuva mu lubuto lwa mange“ (Zabbuli 22:9-10).
Eby'atukkirizibwa nabyo by'ali Zabbuli 89:26-27, "Anankaabiranga nti gwe Kitange, Katonda wange, era ejjinja ery'obulokozi bwange. Era ndi mufula omuberyeberye wange asinga bakabaka b'ensi"
Eby'atukirizibwa nabyo by'ali Isaaya 7:14, "Mukama yennyini kyaliva abawa akabonero; laba, Omuwala atamanyi musaja aliba olubuto alizaala Omwana w'Obulenzi, era alituumwa erinnya lye Imanueri."
Okulangirira ku kuzaalibwa kwe kw'akolebwa, "Naye alizaala Omwana w'obulenzi nawe olimutuma erinnyalye YESU…" (Matayo 1:21; Lukka 1:31).
"Kubanga leero azaaliddwa gy'emuli omulokozi mu kibuga kya dawudi, Ye Kristo Mukama waffe." (Luka 2:11). Mikka5:1-2 yatukkirizibwa n'omulokozi yazalibwa ebethelehem (Matayo 2:1).
Bonna awamu mu kujja okwasooka okwa Kristo ebisuubizo 109 obunnabbi bwa tukkirizibwa. Naye abawandiisi abayigiriza Ekigambo Ky'aKatonda tebakilabako. Basigalira mu ku vunuula kwabwe bennyini n'okusuubira. Ku ludda olulala bali bakumiridde okujja kwa masiya n'okukuza esuubi lino mu bantu, naye tebamutegera bwe yajja. Mu butuufu, Yajja mu matwale ge, naye abali mu matwale ge tebamusembeza (Yokaana 1). Abayigiriza be nnaku ze balinobutakwatagana ku ye buli kakisa ke balina. Sadaaka zabwe zonna, okuyimba kwabwe okwa Zabbuli okuweereza kwabwe kwonna okw'enzikiriza kwali mu bwerere ye yandibadde ensonga nti n'obungi bwa bakkiriza n'okuwa ekitibwa eri okuda kwa Kristo kyekimu kyandizemu? Kilabikka mu bunji bw'ekityo.
Mukama mwennyini atu tunuza eri okubikkulirwa, awatali ekyo tewali n'omu ku kyenkomeredde tewali n'omu wonna wali – era Katonda talina bya kususuubiriza -,asobola okutegera ekyama kino ekinene ekya Katonda mu Kristo. N'olwekyo ky'awandiikibwa, "Ebintu byonna by'akwasibwa kitange: so tewali muntu amanyi Omwana wabula kitaawe; so tewali muntu amanyi kitaawe wabula Omwana, n'abuli muntu Omwana gw'ayagala okumubikkulira." (Matayo 11:27). Nga bwe yakikola emabega nate, kaakano ayagala kwebikula eri abamatwale ge, "Nakyukira abayigirizwa be n'abagamba nti gali n'omukisa amaaso agalaba bye mulaba" (Lukka 10:23). teri kusoma kumala, kitwala okubikkulirwa kwa Katonda okutegera ekyama ky'aKatonda mu Kristo n'okutegeera ebyama byonna eby'obwakabaka bwa Katonda.
Buli kintu omutume Pawulo bye yasoma yabiyita "byamusala" (Abafiripi 3). okuyayana kwe kwali kutegera Kristo mu manyi g'okuzukkira kwe, nga we kilagibwa mu sula yemu. Oluvannyuma ng'amaze okutekebwa mu buweereza nera ng'afunye okubikkulirwa kw'obw'aKatonda yali awandiika, "ebiyinza okubategeeza bwe mu bisoma okumanya kwange mu kyama kya Kristo." (Abefeeso 3:4).
Kyekimu kirina okumanyirirwa n'abaddu ab'amazima aba Katonda bonna abayitibwa mu buweereza. Tewali musango, naye n'ekigambo "okusoma eby'aBaibuli", ekitegeza ddala "okusoma Katonda", kiri, olw'ekyo, kiri wala okusenebwa. Ffe tugenda kusoma ki ku Katonda? Okuva mu luberyeberye Katonda yelaga mwennyini eri abamatwale ge – era ayagala okwelaga mwennyini eri bulyomu ku ffe.