Kulubereberye waaliwo Kigambo si ku vunuula

Kiki amazima ekitukuvu

« »

Ngo muweereza, nga kyalidde semazinga zonna mu banga ly'emyaka ezisoba mu makumi ana awatali ku tabulibwa, mwezi ku mwezi, manyi nti abasaja mu nzikkiriza zona n'obuwangwa balaga ebintu bingi okuba ebitukuvu. Eri ebimu biri nga "ente entukuvu",eri abalala "olusozi olutukuvu", "ne amazi amatukuvu", ne "yeekalu entukuvu", ne ekifo ekitukuvu eky'ebifananyi" oba ne "Nnabbi omutukuvu", ne "obuwangwa obutukuvu" ne bintu ebilala binji. Naye kiki bano bonna ky'ebalina okukola ne Katonda? Eky'enkomerede tewali kintu, kw'ekyo! Eri abakkiriza ba Baibuli Katonda yekka ye Mutukuvu ne byonna ebiva gali n'abo abatukuzibwa naye mu Kigambo ky'amazima, nga we Ky'awandiikibwa, "Mubeerenga batukuvu; kubanga Nze ndi Mutukuvu" Eyabaleevi 11:44; Ebyabaleevi 19:2; 1 Peteero 1:16). Tewaliwo kutukuzibwa kusoboka n'okwagala kw'omuntu, kubanga ky'awandiikibwa, "mwebyo by'ayagala twatukuzibwa olw'okuwayo omubiri gwa Yesu Kristo omulundi ogumu" (Abaebbulaniya 10:10). Omulokozi y'esaabira, "Obatukuze mu mazima: Ekigambo kye ge mazima."mu kusaaba kwe yali asaaba n'okusabira abalala ayogera kwabo, "Kubwabwe, n'etukuza n'abo bennyini batukuzibwe mu mazima" (Yokaana 17:17+19). n'akyoky'awandiikibwa, "mugobererenga emirembe eri abantu bonna, n'obutukuvu, awatali obwo siwali ali laba Mukama." (Abaebbulaniya 12:14). Okwetukuza mwennyini okuyita mu bikolwa by'omuntu mu mirimu gye emitukirivu ky'akwelimba kubanga ayagala omutu akkirize eky'obulimba ky'agamba nga ky’amazima.

Mu makkanisa g'abakristayo ebintu bilangirirwa ebitakwatibwako okusingira ddala ebitukuvu eri buli kkanisa ekyo ky'ebakkiriza ne ba yigiriza era nga buwangwa. N'olwekyo bonna ba tunulira egigiriza zabwe, ze bafuula okuba entukuvu, nga waggulu wa maaso gabwe era bagala okugakuma nga mayonjo. Buli akwata ku kukkiriza kwabwe, bo kye batwala nga ky'amazima mangu afuuka mwana w'okufa. Jan kyali kyamutuukako we yayokebwa ku kikondo mu mwaka 1415 mu konstanz – Germany nga bajjaja b'okuteesa kwa makkanisa baseka. Mikayeri servetus naye y'abonerera okufa n'atibwa mu lujjudde mu 1553 mu Geneva/Switzerland, kubanga y'agana ejigiriza y'obussatu. Abaddu ab'amazima aba Mukama bakozesa eby'okulwanyisa by'aKatonda byokka nga we kilagibwa mu Abaefeso 6. nekitala ky'Omwoyo – Ekigambo ky'aKatonda. Si kiseera n'ekimu omuweereza wa Mukama yakozesa amanyi g'ensi, naye bulijo ba bulira Ekigambo ky'aKatonda ne baleka okukola kw'akyo eri Katonda. Kyoka ekiva eri Katonda ki kukulembera gy'ali. Kyoka ekyawandiikibwa mu Baibuli kirina okuwandiika kw'aKatonda.

Setaani, omulangira w'ensi eno, awangudde mu kuleta obutabanguko eri abo abasitula obuvunanyizibwa mu nzikkiriza n'okwegata mu by'obufuuzi n'abawa obw'akabaka bw'ensi eno, ebyo by'eyawa Kristo Era Omulokozi n'abigana (Matayo 4:1-11). N'awo asobole okukozesa okufuga kwe okuyita mw'abo ku nsi. Oluvannyuma lw'okutondawo Ekkanisa y'eggwanga obulokozi bw'asalibwaawo n'etendekero era baddu tebakyali mu kukkiriza kw'aYesu Kristo, mu oyo Yeka obulokozi obw'amazima gy'ebusangibwa. Bino ebitono oba ebinji bigendera ddala eri amaddini gonna si eri amakkanisa ge ggwanga gokka nga w'egali mu mawanga g'ebulaya. Basuubiza obulokozi eri abantu babwe okusinzira mu makubo gawe bennyinmi. Ekkanisa y'obukatuliki yo nsiimu kw'ekyo nga egamba abo abalekebwa emabega abo abaffa,wadde nga b'afuna esakaaramento, babonyerezebwa mu "purgatory" ekifo nti ky'osoka otekebwamu n'olyoka otukuzibwa mu nzikkiriza y'obukatuliki. Eby'awandiikibwa Ebitukuvu tebimanyi ejigiriza y'okujibwako ebibi ne papa, temanyi ku kufuna obulokozi okuyita mu sakaaramento, nera temanyi bya purgutory.

Eby'awndiikibwa n'abyotebimanyi bikolwa by'okurungisibwa n'okukakasa abafu nti batukuvu. Omulamu yekka alina obumanyirivu bw'ekisa n'obulokozi obujuvu mu Kristo balangibwa nti b'amukisa era batukuvu. Okutandiika n'okulangirira kw'emikisa mu buweereza ku lusozi okutuusa ku sula esembayo eya Baibuli (Okubikkulirwa 22:7+14), abalamu bokka be balangirirwa ne Katonda mwennyini nga abaweebwa omukisa era batukuvu. Be bo abakkiriza mu ye nga eby'awandiikibwa we bigamba (Yokaana 7:38). okuba ne nyonta eyokuwuliriza okulangirirwa kw'omukisa ku peteero, "Alina omukisa, simooni ba-yona: kubanga omubiri n'omusaayi teby'akubikkulirwa ekyo, wabula Kitange ali mu ggulu." (Matayo 16:17).

Okurugisiibwa kw'amariamu kwa yogerwa mu kwegata n'okukkiriza kwe, nga akkiriza ekisuubizo eky'amuweebwa, "Awereddwa omukisa ey'akkiriza kubanga birituukirizibwa ebyo bye wagambibwa Mukama" (Lukka 1:45). Amaaso n'amatu g'abayigirizwa ab'amazima aba Yesu b'ayogerwaako okuba ab'omukisa, "Naye amaaso gammwe gali n'omukisa kubanga galaba; n'amatu gammwe kubanga gawulira" (Matayo 13:16). Mu nnyanjula eri ekitabo ekisembayo ekya Baibuli tu soma, "Alina omukisa oyo asoma, n'abo, abawulira ebigambo by'obunnabbi buno, era n'abakwata ebiwandiikidwa mu bo: kubanga ekiseera kiri kumpi" (Okubikkulirwa 1:3). Awo ne tu wulira okurungisiibwa kw'abatukirivu, "Awereddwa omukisa, era y'emutukuvu alina omukisa mu kuzukkira kw'oluberyrberye …" (Okubikkulirwa 20:6). Okurungisiibwa okukolebwa n'abantu tekulina makulu era si kwa mugaso gwonna, kubanga tebalina musingi gwa Baibuli. Ebikolwa bw'ebiti n'abyo birina okuwaabirwa ku Ntebe y'Omusango.