Kulubereberye waaliwo Kigambo si ku vunuula
Mu nnaku za Kabaka Akabu Nnabbi Mikaaya yalaba MUKAMA nga atudde ku ntebe ye. Mikaaya te yali "Nnabbi w'ekkanisa" Yali nnabbi ow'amazima owa Katonda, ng'ayogera, " "N'ayogera nti kale muwulire ekigambo kya Mukama: ndabye Mukama ng'atudde ku ntebe ye n'eggye lyonna ery'omu ggulu nga bayimiridde ku mukono gwe ogwa ddyone ku gwa kkono." (2 Ebyomumirembe 18:18). Nnabbi yalaba Omu yekka atudde ku Ntebe nga ye toloddwa bamalayika.
Isaaya yandibadde omujulizi omulala ow'amazima ey'awandiika obumanyirivu buno obw'ekyewunyo, "Mu mwaka Kabaka Uzziya mwe yafiira nalaba Mukama ng'atudde ku ntebe, empanvu eyagulumizibwa n'ekirenge kye nga kijjula yeekaalu. Ne mpulira eddoboozi lya Mukama, nga lyogera nti naatuma ani, era anaatugenderera ani? Ne ndyoka njogera nti Nze Nzuuno: ntuma nze." (Isaaya 6:1-3+8).
Nate tujja kuyita nnabbi Isaaya okwogera. Mu kubikkulirwa kwa Katonda kwonna oyo "NZE" kitekebwamu "NZE Atalina ntandiikwa na nkomerero, mu ye mwennyini ali Omu, nga bw'eyali olwa jjo lwaliba ne leero ne mirembe gyonna." "…Katonda ataggwaawo, Mukama, omutonzi w'enkomerero z'ensi…" (Isaaya 40:28b).
"…mulyoke mumanye munzikirize mutegeere nga nze nzuuyo; tewali Katonda eyabumbibwa okusooka nze, so tewaliba alinziririra. Nze, nze mwene, nze Mukama; so tewali mulokozi wabula nze…ndi Katonda." (43:10-12). "Nze ndi wa lubereberye era nze ndi wa nkomerero; so tewali Katonda wabula nze." (44:6). "Nze Mukama so tewali mulala; tewali Katonda wabula nze" (Isaaya 45:5). "nze nzuuyo; nze w'olubereberye era nze w'enkomerero." (Isaaya 48:12a.o.). Okuva mu by'awandiikibwa byonna n'obujulizi obw'amazima bwonna buli mu lwatu, eky'enkomeredde kya lwatu nti ye OMU awatali ye tewali mulala ayogera n'eyebikula mwennyini.
Nnabbi Ezeekyeri, erinnya lye litegeza "Katonda ow'amaanyi", naye awandiika obumanyirivu bwe obw'obw'aKatonda, "Era waggulu w'ebbanga eryali waggulu w'emitwe gyabyo kwaliko ekifaananyi eky'entebe, ng'embala ey'ejjinja eya safiro: ne kukifaananyi eky'entebe kwaliko ekifaananyi ng'embala ey'omuntu ku yo waggulu…Ne ndaba ng'ebbala ery'ezaabu etabuddwamu effeeza, ng'embala ey'o muliro munda mu yo enjuyi zonna, okuva ku mbala y'ekiwato kye n'okukka, nalaba ng'embala ey'omuliro, era waaliwo okumasamasa okumwetoolodde. Ng'embala eya musoke aba ku kire ku lunaku olw'enkuba, bw'etyo bwe yali embala ey'okumasamasa enjuyi zonna. Eno ye yali embala ey'ekifaananyi eky'ekitibwa kya Mukama. Awo bwe naakiraba, ne nvuunama amaaso gange, ne mpulira eddoboozi ly'oyo eyayogera." (Ezeekyeri 1:26-28).
Kituufu Mukama Katonda yalabikira mu kifaananyi ky'omuntu, nga bwe ya tambula mu lusuuku lwa Edeni. Endagaano ye waggulu yali eri oyo OMU atudde ku Ntebe. Ye Katonda w'endagaano, yatekawo endagaano ne isiraeri nga Malayika w'endagaano (Ebikolwa by'abatume 7:33-38). Mu kubikkulirwa 10 Mukama akka okuva mu ggulu, ng'ayambadde ekire; ne musoke ng'ali ku mutwe gwe n'ateeka ekigere kye ekya ddyo ku nnyanja n'ekya kkono ku nsi.
Naye y'ateekawo endagaano ne kkanisa y'endagaano empya (Matayo 26:26-29 a.o.) n'erinnya lye ery'endagaano JAHSHUA/ Yesu nga omulokozi. Mu ndagaano enkadde bannabbi b'atebereza obulokozi n'okujja kw'omununuzi, mu ndagaano empya obunnabbi bwonna ge mazima agaliwo.
Si kaseera n'akamu nti waaliwo ba Katonda bassatu abalabibwa ku Ntebe. Bulijo waaliwo oyo OMU yekka oyo Atalina ntadiikwa n'akomerero ye bikula mwennyini mu ngeri elabika ey'omubiri nga "Mukama". Era ne Nnabbi Danyeri teyalaba ba Katonda babiri ku Ntebe (7:9-14). Ne ndaba okutuusa entebe lwe zaateekebwawo, n'omukadde eyaakamala ennaku ennyingi n'atuula: Ne ndaba mu ebyo bye nnayolesebwa ekiro, era laba, ne wajja omu eyafaanana ng'omwana w'omuntu n'ebire eby'omu ggulu n'ajjira ddala eri omukadde eyaakamala ennaku ennyingi. Mu ndagaano empya tusoma ebiseera binji ku kukka kwo Mwana w'Omuntu, "Naye Omwana w'Omuntu bw'alijjira mu kitiibwa kye, ne bamalayika bonna nga bali naye, awo bw'alituula ku ntebe ey'ekitiibwa kye." (Matayo 25:31). Nga kabona omukulu era omuwolereza atuula ku mukono gwe ogwa ddyo okutuusa ng'amaze okufuula abalabe be bonna entebe y'ebigere bye (Abaebbulaniya 2:5-9). Ku kino tusobola okusoma ebifo eby'enjawulo. Ekigambo ky'ekisuubizo kilanga bw'ekiti "Tuula ku mukono gwange ogwa ddyo, okutuusa lwe ndifuula abalabe bange entebe y'ebigere byo." (Zabbuli 110:1; Abaefeso 1:17-23; Abaebbulaniya 2:5-9).
Nafe tusobola okuyita steveni nga omujulizi, "Naye bwe yajjula Omwoyo Omutukuvu, n'akaliriza amaaso mu ggulu, n'alaba ekitiibwa kya Katonda, ne Yesu ng'ayimiridde ku mukono ogwa ddyo ogwa Katonda; n'agamba nti laba, ntunuulidde eggulu nga libikkuse Nga n'Omwana w'Omuntu ng'ayimiridde ku mukono ogwa ddyo ogwa Katonda." (Ebikolwa by'abatume 7:55-56). Okuva mu kukka kwe mu
mubiri okutuusa mu kumaliriza kwe tulaba abagalwa baffe abanunuzi okujako Katonda mu ngeri nyingi, ng'atukikirira ffe. Mu Mwana ebisikirize byonna ne'bikula by'endagaano enkadde by'afuuka mazima.
Nga "Omwana wa Katonda" Ye mununuzi, "Omwana w'Omuntu" ye Nnabbi. Nga "Omwana wa Dawudi" ye Kabaka. Nga "Omwana wa Ibulayimu" ye musiika w'ensi – Okuyita mu ye tuli basiika ba Katonda nate awamu ne Kristo.
Ye "Endiga ya Katonda" ey'agyawo ebibi by'ensi ku musalaba. Ye "Mutabaganya" w'endagaano empya (Abaebbulaniya 8:6). Ye "Kabona asinga obukulu" Nayita mu weema esinga obukulu n'okutuukirira etali ya ku nsi n'omusaayi gwe, n'ayingirira ddala omulundi gumu mu watukuvu (Abaebbulaniya 9:11-12). "ye muwolereza" nga kitaffe tanaba (1 Yokaana 2:1). Yafuuka ebintu byonna eri ffe fenna, nti ffe okuyita mu Ye tufuuke kyali. Enzikkiriza yokka mu Yesu Kristo ye y'amazima enzikkiriza mu Katonda. Kubanga Katonda mu buntu yali mu Kristo nga atabagana n'ensi ne ye mwennyini. (2 Abakkolinso 5).
Eby'awandiikibwa ebitukuvu bya wandiikibwa mu ntegeka etukiridde ey'entekateka y'obulokozi. Buli kifo kirina okulekebwa we kiri ne ngeri gye kiri we tusoma "Omwana wa Katonda", n'olw'ekyo kirina okubeera awo, era te tulina, wansi w'embeera yonna tetulina nate kukisiikiza ne "Omwana w'Omuntu" oba "Omwana wa Dawudi”. Bwe tusoma "Omwana w'Omuntu" tewali mbeera yonna gye kiyinza ku sikiizibwa ne "Omwana wa Katonda". Kyekimu ekigendera ddala eri ebintu ebilala byonna. We tusoma "Omutabaganya" ekyo we kirina okubeera. We tusoma "Omuwolereza", bw'ekityo mu bumpi bwe kiba kitegeza. Buli kintu, eky'enkomeredde buli kintu nga bwe kya kolebwa kirina okusigala mu butuufu bw'akyo nga bwe ky'awandiikibwa. Abantu abatalina kutegera kwa Katonda ba kyusiza entegeka ye ky'ewunyo ey'entekateka y'obulokozi nga bwe sangibwa mu by'awandiikibwa ebitukuvu ku butabeera na suubi. Banyomola obutuufu bw'ekigambo Kya Katonda no kuvunuula kwabwe bennyini.
Tweyongereyo nga tugenda mu mutume Yokaana, eya wa mukisa okufuna okubikkulirwa okwa Yesu Kristo ku kazinga ka patumo. Yawulira eddoboozi ly'oyo omuyinza we bintu byonna ng'ekivuga kye kkonddere era n'atekebwa mu mwoyo mu "Lunaku lwa Mukama". Bye yalaba yali wa ku biwandiika wansi, bye yakola mu bwesigwa, okweebaza kudire Katonda. Oluvannyuma lwo kwannjula Yesu Kristo ng'ow'amazima era omwesigwa omujulizi, ng'ezzadde lyo lubereberye okuva mu baffu, ani ey'atununula okuva mu bibi byaffe n'omusaayi gwe n'atufuula ba kabaka era bakabona eri Katonda kitaawe, era naffe kitaffe (Yokaana 20:17); Abaebbulaniya 2:10-18 a.o.), asonga kw'oyo agenda okukka ne bire, "Laba ajja n'ebire; era buli liiso lirimulaba, n'abo abaamufumita n'ebika byonna eby'omu nsi birimukubira ebiwoobe. Weewaawo, Amiina." (Okubikkulirwa 1:7). Mu kanyiri akaddako Nze ndi asooka era asembayo, bw'ayogera Mukama Katonda, abaawo, era eyabaawo era ajja okubaawo Omuyinza w'ebintu byonna." (v.8)
Mu kubikkulirwa 4 Ne ndaba era laba oluggi olugguddwawo mu ggulu, n'eddobozi lye nasooka okuwulira ng'elyakagomb,e nga lyogera nange ng'ayogera nti linnya okutuuka wano, nange n'akulaga ebigwanira okubeerawo oluvannyuma lw'ebyo. Amangu ago nali mu mwoyo: era, laba, Entebe y'obwakabaka nga etekedwaawo mu ggulu, era nga waaliwo eyali atudde ku ntebe." (vv.1-2). Yalaba, nga Isaaya bwe yawulira, Omu ayali atudde ku Ntebe era nawulira kye kimu nga Nnabbi mu ndagaano enkadde,"Mutukuvu, Mutukuvu, Mutukuvu, Mukama Katonda omuyinza w'ebintu byonna, eyabaawo era abaawo era ajja okubaawo." (v.8)
Muntu ki ayandi gumidde, awatali byonna ebiri mu lwatu ne by'ayogerwa eby'amazima mu by'awandiikibwa ebitukuvu ku Katonda, okusigala mu kulimbibwa okwa "abantu abassatu mu Katonda"? Buli akyali ayagala okumanyibwa eri abantu tebagenda kusobola kwewombeka n'okwewayo mu mikono egyamaanyi egye kigambo kya Katonda. Naye bonna abakkiriza nga ebyawandiikibwa bwe bigamba bali funa okubikkulirwa kwa Katonda ne bakkiriza okuterezebwa.