Abantu ba buuza ebibuuzo Katonda abiddamu Ne Kigambo kye N'omuweereza

Kibuuzo 1: 
Oyimiridde wa leero ku buweereza bwo w'oluganda Branham?

« »

Okuddamu: Nzikkiriza mu kuyitibwa kw'obwa Katonda n'okutumibwa, oba nga alaga okwo okwaliwo mu gw'omukaaga nga 11, 1933 oba mu gw'okutano nga 7, 1946, oba eri ebirala obumanyirivu bwa amaanyi ga Katonda. Mu 1933 ensonga enkulu bw'ali nti obubbaka obumuweereddwa bwe bugenda okutegeka okujja okw'okubiri okwa Kristo. Tulaba okutukirizibwa mu nsi yonna kw'ekyo emyaka ezisuka mu makumi anna n'okutuusa ne leero.

Mu bumanyirivu bwe yalina mu gw'okutano nga 7, 1946, ensonga enkulu yali nti Ow'oluganda Branham yaweebwa obubonero bubiri obw'amaanyi g'obwa Katonda, nga Nnabbi Musa, mu bwa Katonda okukirizisa ekungganiro lye okutumibwa kwe okwava eri Katonda (Okuva 4:1-9).

Nkumi n'ankumi ba funa obumanyirivu bw'akabonero akasooka,akaliwo n'omukono gwe, mu myaka gy'edda mu 1940's, nga omulwadde asobola okulaba obulwadde bwe mwennyini – ekizimba, kokoolo, nebirala. – emabega w'omukono gwo w'oluganda Branham. Mu biseera by'okuwonyezebwa nga bigenda mu maaso, kyamuva ku mukono ne kibulaawo. Abajulizi abasinga obulungi be nasinsikana baali Rev. Gordon Lindsay era ne Mwanyinafe Lindsay, ey'angamba mu buntu e'ngeri gye balaba okulagibwa kwe kirabo ekyo nga kyidingana bwe baali batambulanga ebiseera ebisinga n'ow'oluganda Branham mu banga ly'emyaka essatu.

Obukadde bwa bantu baali bajulizi ku kabonero ko bwa Katonda akokubiri akamanyiddwa nga "akabonero ka Masiya", mu 50's era ne mu 60's (Laba ebbaluwa, Spring 2005). Nange ndi mujulizi eyalaba kubanga nabeeranga mu kunggana z'ow'oluganda Branham mu bulaya ne mu USA era sobola okujulizi kw'obwo obuweereza obw'ali obulungi eri Katonda n'abantu. Ekirabo ky'obunnabbi Katonda kye yawa omusajja ono ky'ali kya kakasibwa nga kya bwa Katonda.

Ow'oluganda Branham ya Kulembera Bukadde bw'ememe z'abantu eri Kristo era n'ekumi ba wonyezebwa era ne balokolebwa ku lw'okukkiria kwabwe.