Abantu ba buuza ebibuuzo Katonda abiddamu Ne Kigambo kye N'omuweereza

Kibuuzo 2: 
Bigambo ki byennyini eby'atumibwa William Branham?

« »

Okuddam: "NGA YOKAANA OMUBATIZA BWE YATUMIBWA OKUTEGEKA OKUJJA OKW'ASOOKA OKWA KRISTO NAWE OBUBBAKA OBUKUWEEREDDWA BWE BUNATEGEKA OKUJJA KW'OKUBIRI OKWA KRISTO."

Kwogera kwe kumu okwava mu kammwa ko w'oluganda Branham emirundi ezisuka mu makumi anna. Lwaki, nate,kya kyusibwa mu njogera egoberera wansi: "Nga Yokaana Omubatiza bwe yatumibwa okutegeka okujja okw'asooka okwa Mukama,nawe otumiddwa okutegeka okujja kwe okw'okubiri."?

Ekiwandiko ekya kyusibwa kya tekebwa munda ku lugi olw'omumaaso mu makka g'ow'oluganda Branham mu Tucson.

Ani ku nsi alina obuyinza okukyusa ekintu bw'ekityo era bw'atyo n'agaana okutumibwa okw'asooka, nti Obubbaka bwe bunategeka okujja kw'okubiri okwa Kristo? Ab'oluganda bw'ebati basaana okuggyawo kino ekitali kituufu ku w'oluganda Branham emirundi makumi anna mw'emu, ye mwennyini ya ggamba Nti obubbaka bwe bunategeka. Naye yakitekako esira ng'ayogera ku kutumibwa kuno okunene, "Si nti nze gya kutegeka naye Obubbaka bwe bunategeka!" (Obujulizi, Puerto Rico, 02-10-1959). Kaakano ani ali kw'ogera amazima? Abasajja abo, ab'ategeera ow'oluganda Branham ng'abantu, oba William Branham, abategeera Mukama ng'abantu? Kiki ekibakulembera okukyama abantu n'okubasiba mu mwoyo ne bigambo byabwe? B'asonga ku buweereza obwayita era ne ku buweereza bwa Nnabbi, bonna nga bayita ku ebyo Katonda by'ali kukola mu biro bino.