Abantu ba buuza ebibuuzo Katonda abiddamu Ne Kigambo kye N'omuweereza

Kibuuzo 18: 
Emmere y'omwoyo ye liwa, Okubuulira kw'ow'oluganda Branham oba Baibuli?

« »

Okuddamu: Ani eyandibuuziza ekibuuzo bw'ekityo? Kisigala emirembe gyonna nga mazima nti omuntu w'omwoyo tasobola kubaawo n'ammere yokka, naye n'emmere eyakka wansi okuva muggulu (Yokaana 6:32-59). Emmere y'omwoyo kye Kigambo kya Katonda, kitugumya okukola okw'agala kwa Katonda (Yokaana 4:34). Oba tusoma Baibuli oba tubuulira okuva mu yo, Ekigambo bulijo kimalirizibwa mu balonde abesigwa ekyo kye ky'atumibwa. Mu kubuulira kw'oluganda Branham tusanga ekigambo eky'abikkulwa, nga gwe mubiri era nga y'emmaanu eyakwekebwa ku lw'omulonde. Ku ekyo ekigendererwa ky'obwa Katonda ekyegatta ku buweereza buno ky'amalirizibwa, eky'okulabirako nga byonna mmwe biri ekitundu ky'obunnabbi n'obuyigiriza.