Abantu ba buuza ebibuuzo Katonda abiddamu Ne Kigambo kye N'omuweereza

Kibuuzo 19: 
Ani ali kikirira Ekkanisa ye biro ebisembayo eri Mukama?

« »

Okuddamu: kw'ali kuyayana kw'omutume Pawulo okulaga Mukama ekkanisa empanguzi mu biseera bye (2 Abakkolinso 11:2-4). Naye, ntidde ng'omusota bwe gwalimlimba kaawa mu bukuusa bwagwo, mpozi ebirowoozo byammwe okw'onoonebwanga mu kulaba wamu ne mubulongoofu ebiri eri Kristo. Awo alaga e'ngeri okulimbibwa bwe kw'annjulwa n'abo ababuulira Yesu omulala. Abafuna omwoyo omulala, era aba buulira enjiri endala.Okusinzira ku Abaefeso 5:26-27 Yesu Kristo mwennyini aliba y'omu, "… alyoke agyereetere yennyini ekkanisa ey'ekitiibwa, nga terina bbala newakubadde olufunyiro." Omusajja ow'amaanyi owa Katonda asobola kubuulira Kigambo kyokka, naye Mukama mwennyini kye Kigambo. Yeegulira ekkanisa ye Ayita abalonde, era y'alimaliriza omurimu gw'obununuzi. Abo aba buulira balisalirwa omusango mu maaso g'abo be babuulira, okusinzira ku w'oluganda Branham by'eyayolesebwa ng'avudde mu kutegeera kwe biro by'ensi. Eyo ye ndagaano ne Baruumi 14:7-12 era 2 Abakkolinso 5:9-10. Omutume Pawulo ya gamba, "Kubanga ffe fenna kitugwanira okulabisibwa Kristo w'alisalira emisango."