Abantu ba buuza ebibuuzo Katonda abiddamu Ne Kigambo kye N'omuweereza

Kibuuza 27: 
Ow'oluganda Branham yalaba Kalenda eya komenkereza n'omwaka 1977?

« »

Okuddamu: N'edda. Eri amagaezi gange, nga bwe kiri tewali n'omu eyasanga okw'ogera okufaanana okuva ku w'oluganda Branham ku kuba n'okwolesebwa bwe kutyo. Te kyikyasobola kusalibwawo mu ntandikwa yennyini kino gye kyava. Twasooka okutegera nga bwe kiri n'okuba "Calenda y'okwolesebwa" mu 1966. nga wayisewo akaseera katono, Okwolesebwa kwa calenda bya fuluumizibwa era N'akyogerako mu mu kitabo kyange eky'ogw'okubiri 1967. Awo n'entandika okuba n'okubuusabuusa ku bikwata n'omwaka 1977, bw'ekityo nga bwe kigambye emabegako, n'abuuza Ow'oluganda Lee Vayle okunabululira. Mu bbaluwa yemu eyennaku z'omwezi ogusooka 17, 1972, yawandika ebigoberera ku kwolesebwa kwa Calenda, '"Kaakano, Ow'oluganda Frank, ku lw'abantu abafuulumya ebitabo nti Ow'oluganda Branham yalaba nga kiri waggulu w'omukono okutuusa ku lunaku 1977 kyagya mu kulagibwa, era n'okusangibwa nti tekwali kuyolesebwa kwe mu byonna, naye nga kumpi kintu kyakolebwa muntu, twa yogerezeganya ku kintu kino kyennyini …" Ekitundu ekibi tewali kutereza kwali kwa koleddwa nabo be kikwatako mu USA, era n'okutuuse ne leero twalekebwa n'obulimba nti Ow'oluganda Branham ye yayogegera bw'atyo. N'olwekyo abalabe be bakozesa okuba ekilwanyiso kyabwe era nga balangirira nti yali "nnabbi w'obulimba" kubanga okwogera te kwatukirizibwa.