Abantu ba buuza ebibuuzo Katonda abiddamu Ne Kigambo kye N'omuweereza
Kibuuzo 26: Ow'oluganda Branham yawa obunnabbi nti 1977 lwe lw'ali lugenda okuba e'nkomerero?
Font Face
Line Height
Paragraph Gap
Font Size
Okuddamu: Ow'oluganda Branham teyakolako bunnabi bwe butyo. Yakola, naye, yakola omwaka 1977 mu kubuulira okw'enjawulo. Ekyayogerwa ekisangibwa mu kitabo ky'omulembe gw'ekkanisa olupapula 322, tekyava mu lulimi lw'ow'oluganda Branham, eky'okulabirako nti 1977 kw'ali okukomenkereza ebikolwa by'ensi byonna n'entandikwa y'okufuga kwe myaka lukumi. N'olwekyo engyogera bw'etyo tesangibwa mu kiseera n'ekimu mu buulira nze ezakwatibwa. Kyo kyavira ddala kigambo ku kigambo okuva ku bairo y'ow'oluganda Lee Vayle, omuwandiisi w'ekitabo ekyo. Kw'ogera kwe kumu n'akwo kusobola okusangibwa mu lupapula 7 olwe kitabo kye "Omulembe gw'ekkanisa ya Lawodikiya". Mu mwezi ogusooka 17, 1972 Ow'oluganda Vayle yaddamu ekibuuzo kyange ekikwata ku 1977 nga bwe bigoberera, "Nzikkiriziganya ne nnabbi nti 1977 yakikozesa okumaliliza byonna era n'okututeeka mu kufuga kw'emyaka olukumi …" eno ye yali ddala endowooza y'omuwandiisi, si ya nnabbi.