Abantu ba buuza ebibuuzo Katonda abiddamu Ne Kigambo kye N'omuweereza
N'okweyanza okungi Ntunulira emabega emyaka 54 ez'okubuulira enjiri era ne myaka 42 nga ndi mu buweereza bw'ensi yonna, mu ekyo n'alina omukisa okugabana ekigambo eky'amazima okuyita mu kunggana era n'okuyita ku maradio era ne ku Telefayina n'abantu bukadde mu mawanga agasoba mu 130. Mu ngeri emu oba endala kyayambira okusingira ddala ab'oluganda okuva mu semazinga wa Africa nti Ow'oluganda Branham yalaba empungu ya Germany ng'egulukira okuyita mu Africa. Mu buli gwanga, mu buli kibuga, Nnyanjula nnabbi, naye bulijo buulira Yesu Kristo ng'omulokozi, nga bwe y'ali jjo ne leero aba bumu emirembe n'emirembe era mubutuufu, mu bwesigwa nayigiriza ku Kigambo kya Katonda kyokka. Si kolaganangako n'amasomo gatategerekeka mu lujudde, sogerangako linnya lya w'oluganda lyonna ayogera enjigiriza ey'obulimba. Naye, okuva okugulumiza omuntu we kwatuuka awantu nti okusinza ebifaananyi kukolebwa n'abantu ba nnabbi, n'ebintu nga ebifaananyi, omusalaba, ebibajo, era nebifo eby'enjawulo nga entaana, nebirala bingi. Ebyakyusibwa okuba ekifo kyobulamazi, sirina kyakusalawo naye okubyogerako oba eddoboozi lyange linawulirwa oba n'edda. Ensindikangano esembayo kwe kukolangana n'abino ebikubaganyisibwako nnyo ebirowoozo by'ampebwa ku bu CDs buna era ne bu DVDs bw'antumibwa n'ow'oluganda okuva mu USA. By'atuuka mangu ddala nga nakamala okuddamu ebibuuzo bino, omurimu gwe nali suubidde enyo obutagukola. Buno bu DVDs bw'akyuka okuba obukakasa okulaga eri ebingi ebitakwatagana ku mugaso gw'obutangavu mu Kigambo kya Katonda ekitaggwaawo.
Byonna ku ebyo bilabika nga byajja eri obubaka bwa Branham gyebusibukira ddala obuta kyassekimu n'enjiri etaggwaawo eya Yesu Kristo. Kiwuliddwa emirundi n'emirundi, "Nnabbi ya ggamba …", Nnabbi ya ggamba …" nebirala, nebirala. Yesu Kristo tayogerwako n'abantu bano nate. Takyali na kitundu mu ebyo bano ab'oluganda bye bali kugabana mu bujulizi bwabwe. Ekikulu kyabwe ye nnabbi ne bye ya ggamba, naye ebyo Yesu bye ya ggamba te bitekebwa mu nkola. Amawulire g'obulamu, amawulire g'okuyiga, amawulire ga weema, amawulire g'enyonyi era nebirala, nga bye bikulu mu bujulizi bwabwe era ebyo Ow'oluganda Branham bye ya ggamba ng'omuntu bilangirirwa okuba BW'ATYO BW'AYOGERA MUKAMA. Kuno mazima ddala si kuva ku njiri yennyini eya Mukama Yesu Kristo, nga bwe yabuulirwa ne Pawulo (Abaggalatiya 1), Ekibi bano abaali abakristayo ne babugana kye kivamu en'geri zonna ez'okusinza ebifaananyi?
Kaakana oluvannyuma lw'emyaka ezisoba mu makumi ana, obyafayo by'obulamu bwe by'ogerebwa mu n'geri ya bulimba era ne bitabo ebipya biri kugunjibwawo. Tulina amawulire g'obulamu bwa Yokaana omubatiza, oba ku bulamu bwa Peetero oba Pawulo? Oba tulina ebigambo by'obulamu Katonda bye yayogera okuyita mu bo? Williamu Branham yatulekera obw'aKristo obulambulukufu okulangirira okutuziza eri Katonda. Ow'oluganda Branham mwennyini teyagamba mu kulaga embeera z'abantu mu kubuulira kwe, "bwe tuba tulya ekibala ekirimu ensigo tutekabutesi enigo kumabali era n'eweyongera okulya ekibala."? Ye teyagamba, "okulya enkoko otekabutesi amagumba kumabali."? Mu butuufu ebintu ebyo ebitono, ebiri kumabali g'ensonga, bye bifulibwa ensonga enkulu – a "magumba" olutalo lwe bigambo mu ngeri y'okutya ennyo babirwanira. Olwa leero tulina okubuuza "bubaka ki bw'okkiriza? Enjiri ki gy'obuulira?"
Mu lubereberye waaliwo Kigambo, si ku vunuula! Mu lubereberye waaliwo okwegatta si gy'awukana! Okugerangeranya oba okutabulatabula tekisoboka. Mu lubereberye lwennyini Katonda yayawula obutangaavu n'ekizikiza. Kisigalawo emirembe gyonna. Buli muntu yenna atakkiriza ekigambo kya Katonda nga kye ky'enkomerede aba alya mu mazima olukwe era nawo anenyezebwa okukkiriza obulimba era agya kusalirwa omusango (2 Abasessalonika 2:10-12). Byonna ebikalangufu ebyayogera Ow'oluganda branham bye yakola birina okulekebwa eri Katonda. "Ebyama biba bya Mukama Katonda waffe: naye ebibikkulibwa biba byaffe era bya baana baffe emirembe gyonna …" (Ekyamateeka olw'okubiri 29:29).
Ab'oluganda mu nsi yonna balaze ebibakwatako ku ebyo ebigenda mu maaso mu USA. Siri mulamuzi, naye ku lwa maanyi go kutumibwa kw'obwa Katonda njagala mu bulambulukufu okw'ogera okutegera kwange ku ekyo: nze "ebitebe ebikulu" tekiri ku nsi kuno kiri muggulu. Era ne "Eddoboozi lya Katonda" kiwulirwa okuyita mu Kigambo kya Katonda ekitukuvu, ekilangirirwa ensi yonna. Okulabula kuno okugoberera ku kya balibwa nga kutuufu, "Leero bwe munawuliranga eddoboozi lye, temukakanyazanga mitima gyammwe!" (Abaebbulaniya 3). Nga bannabbi bonna, Mukama era n'abatume mu biseera byabwe balina obuweereza mu bifo by'enjawulo, ow'oluganda Branham omwagalwa naye yalina obuweereza bwe okusingira ddala mu weema y'okusisinkaniramu mu Jeffersonville. Naye tewali n'omu alina okugenda eyerusaalemi, wadde nga ekigambo kyava eyo (Isaaya 2; Ebikolwa by'abatume 2).
Nze nali ndina okubuulira kwe kwonna nga tanawumuzibwa nawo nalina emmere ey'omwoyo ey'omuwendo emyaka mingi nga tebanaba na kutandika "Eddoboozi lya Katonda ery'akwatiibwa" mu Jeffersonville. Ekigambo eky'abikkulwa tekitekebwa mu kulabirirwa kwa muntu yenna, naye kibeerawo eri buli muntu yenna. Nga bwe kikwatako, Ebyawandiikibwa ebitukuvu bisigala nga bituufu emirembe gyonna, ebirimu okulabula, "Munoonye Mukama, kale munaabanga balamu; naye temunoonyanga Besere, so temuyingiranga mu Girugaali, so temuyitanga kugenda ebeeruseba: kubanga Girugaali tekirirema kugenda mu busibe, ne beseri kiriggwaawo. Munoonye Mukama, kale munabanga balamu …" (Amosi 5). Bino byonna by'ali bifo by'enjawulo Katonda we yebikula mwennyini mu n'geri esinga, naye akaseera nga kayisewo bakola ebitakirizikika mu bantu ba Katonda. Yerusaalemi, Ekibuga ekyalondebwa ne Katonda mwennyini n'olwekyo kyasanyzibwawo emirundi minji. Ku lusozi Moriah, oluvaanyuma kyafuka yeekaalu y'olusozi, abasiramu bazimbye omuzikiti oguyitibwa Al Aksa era nga olwazi lwazimbibwa mu n'geri y'enkulungo. Nga Katonda bw'aliwo mu kifo ekimu okuyita mu buweereza, ekifo ekyo kiweereza ekigendererwa ky'obwa Katonda. Mangu ng'obuweereza bwe bw'akomenkereza, ebifo ebyo ddala byafuka bya bulamazi era n'okusinziramu ebifaananyi. Okutuusa mu biseera bya keezeekiya omu Isiraeri yasinza era naleeta ebiweebwayo eri omusota ogw'ekikomoMusa gwe yakola. Keezeekiya yali talina kyakukola naye okugumenyamenya mu bitundu (2 Bassekabaka 18:1-8).
Leero Mukama ay'ogera gy'etuli, "Munoonye Mukama, kale munabanga balamu." Tasobola kugamba, "Mugende eyerusaalemi oba Jeffersonville." Tasobola kugamba "mu lamage ku taana ya Nnabbi, oba kulusozi Sunset." , kubanga yatugamba fenna, "… Nzikiriza, ekiseera kijja kyebatalisinzizangamu Kitaffe ku lusozi luno newakubadde mu Yerusaalemi … naye ekiseera kijja, era kituuse, abasinza amazima lwe banasinzanga Kitaffe mu mwoyo n'amazima … Katonda gwe mwoyo: n'abo abamusinza kibagwanira okusinzanga mu mwoyo n’amazima!" (Yokaana 4:19-24). Byonna ebyo Mukama waffe bye yagamba bikya kola okutuusa ne leero era biriba emirembe gyonna. Amiina! Amiina!
Nze nange, n'amanya Ow'oluganda Branham nga omuntu, nalya naye ku mezza y'emu, twevuga naye mu mutoka ye, yabuulira ebintu abantu batono bokka bye bamanyi. N'atereka ebbaluwa 21 mu biseera byaffe nga twogerezeganya okuvira ddala mu mwaka 1958 okutuuka 1965. Emirundi ebiri n'abuulira mu weema ey'okukungganiramu mu Jeffersonville ku lw'okusaba kwe mwennyini. Yali mwennyini eyagamba okw'ogera mu kifo kye eri ekuganiro y'ab'enjiri enzijuvu mu basubuzi mu Clifton's Cafeteria mu Los Angeles. Waliwo ebintu bingi by'enzijukira n'obwewombefu. Ye naye y'angamba ku W'oluganda eyasasula ku banja ly'omusolo elyasigala erya Dollar 40,000, ku lw'ekyo Passport ye esobole okumudizibwa. Nanywa ku kyayi mu makka ge. Oluvannyuma nga ag'enze ewaka mu kitiibwa, n'akirizibwa okubweera mu mirimu gye emirundi mingi mu biseera byange nga kyalidde Tucson. Naye bino byonna ebintu bye kyama bye birina okukola eri omurimu gw'obwa Katonda?
Wadde n'ow'oluganda Branham y'ali muntu yekka. Bwe yagamba 700 mu kifo kya 7,000, oba bwe yayogera ekigambo nti Enoch yatambula ne Katonda okumala emyaka 500 wadde nga y'ali ku nsi emyaka 365 zokka, mu bugonvu kiraga emirundi olulimi bwe luserera. Era bwe yagamba, eky'okulabirako, "enggano ely'okebwa.", Awo mu bwangu n'eyelongoosa mwennyini, "… Ebisusunku biryokebwa, naye enggano erikungganizibwa mu kungganiro ly'omuggulu." bwe ya yogera nti Nuuwa yabuulira okumala emyaka 120, awo n'adigana ababuulizi abalala bye bagamba. Ekyo kye ky'ali ekiseera ky'obulamu ekyatekebwawo ne Katonda (Olubereberye 6:3). Nuuwa yali myaka 500 mubukadde nga abatabane be bassatu bazaalibwa (Oluberebereye 5:32) era yali myaka 600 amataba bwe gagira ku nsi (Olubereberye 7:6).
Waliwo mu butuufu okw'ogera kutono okulaga nti, okugyako obuweereza bwe obw'amaanyi nga nnabbi, y'asigala nga muntu wa bulijo. Eky'okulabirako, nga omuntu yagamba ebigoberera mu nkunggana ze "Okukwakulibwa", okulaga ku 1 Basessalonika 4, eky'ogera ku kukomawo kwa Kristo, Mukama waffe, "… ebintu bissatu ebirinokubaawo nga Mukama mwennyini tanalabika … okulekana, eddoboozi, akagombe … Yesu akola byonna ebissatu bwaba akka … “ Ow'oluganda Branham yali wa ku ggamba: nti ebintu bino ebissatu biribaawo nga Mukama akomawo. "Kubanga ekyo kye tubabuulira mu Kigambo kya Mukama waffe, nga ffe abalamu abaasigalawo okutuusa okujja kwa Mukama waffe tetulisooka abeebaka. Kubanga Mukama waffe yennyini (si bubaka) alikka okuva muggulu n'okwogerera waggulu n'eddoboozi ly'amalayika omukulu n'ekkondeere lya Katonda: n'abo abaafiira mu Kristio be balisooka okuzuukira: naffe abalamu abaasigalawo ne tulyoka tutwalibwa awamu n'abo mu bire okusisinkana Mukama waffe mu bbanga: kale bwe tutyo tunabeeranga ne Mukama waffe ennaku zonna." (1 Abasessalonika 4:15-17). Kino kiribeerawo mu lunaku lwe lumu mu biseera bye bimu mu ssawa y'emu "Laba, babuulirira ekyama: tetulyebaka fenna, naye fenna tulifuusibwa, amangu ago nga kutemya kikowe, akagombe ak'enkomerero bwe kalivuga: kubanga kalivuga, n'abafu balizuukizibwa obutavunda, naffe tulifuusibwa." (1 Abakkolinso 15:51-52). Ow'oluganda Branham mu bulambulukufu ennyo yayogera, "Obubaka bwe busooka okujja. Kaakano kye kiseera ky'okulongoosa ettabaaza. Muzukuke mulongoose ettabaaza zammwe …" Ekyo tekiri mu 1 Abasessalonika 4, ekyo kiri mu Matayo 25, "Laba, anaawasa omugole ajja, mufulume okumusisinkana." Ebyayogerwa ebitali bya bugenderevu ne by'ali nga tebiggwaayo bikozesebwa mu bukyamu ku lwe jigiriza nti okuva ku kubikkulibwa kw'obubonero Yesu yaleka entebe y'ekisa, eyamala edda okukyuka ng'etebe y'omusango, era ali ku murimu gwa kukka. Nga kutegera kwa bubi era n'okwogera!
Ebintu ebirala bingi biri n'okolebwako, naye Ndina okukoma wano kaakano n'okulangirira okudirira: Mu biseera eby'asooka eby'emyaka 14 okuva mu 1966 waaliwo obumu obwe kyewunyo mu kungganiro ly'obubaka. Mu 1979 Setaani yagezako okusanyawo omurimu gwa Katonda n'okusikiriza kw'obuweereza buno. Okuva mu biro ebyo n'okweyongera, enjigiriza yonna ekyamu, era n'ebuulira endala zonna we zatandikira. Bangi ku b'oluganda leero tebamanyi entandikwa eno empya bwe yali emyaka amakumi ana agayise era n'okweyongera oluvannyuma lw'okufa kwa Ow'oluganda Branham. Ow'oluganda Branham yalaba nti Omugole avudde ku kubo, naye nate yalaba nti omugole yazibwa mu ntegeka ye Kigambo.
Nga ebuulira bwe zalekebwa e'ngeri bwe zaali, tewaaliwo gyawukana. Egyawukana zalabika mu 1980s oluvannyuma nga Ab'oluganda bakungganyiza obunogole nga babujja mu kutegeza kwabwo, era ne bannjula enjigiriza ey'enjawulo n'okusuubira nti okutakwatgana ne byawandiikibwa ebitukuvu. Ekigambo kitutwala mu nsi esuubize, okuvunuula mu nsi etali y’amuntu. Okutunuulira embeera kaakano, tulina okutegera nti tewali muntu yenna, naye Katonda yekka okutereza ebizibu mu bubaka bw'enkomerero. Bonna bagamba, "Omulonde tasobola kulimbibwa." – wadde nga belimba bennyini era nga balimba n'abalala. Okulimbibwa tekuva wabweru, naye kuvira ddala munda (Ebikolwa by'abatume 20:30) era kyewunyisa ddala kiri kumpi n'ekyo ekyanamadala. Enjigiriza ez'enjawulo ziyitibwa kubikkulirwa naye tezakakasibwa ne Kigambo ekyawandiikibwa. Mu bubi ddala tusanga nga bidinganamu mu makati gaffe ebyo ebyamala okubaawo n'amaddinni gonna, abasonga ku wabwe "nnabbi" oba "bunnabbi" oba omutandiisi wabwe. Okwenenya kwabwe kuli, "Tukkiriza Baibuli era ne nnabbi waffe!"
Ngamba kino nate mu linnya lya Mukama Yesu Kristo: Ensonga ekulu entuufu kwe kuwa ekitiibwa Ekigambo kya Katonda era n'okutegera nga kyokka kye kya mazima. Nga buli ddinni nga bwe batategera era ne ba vunuula ekyawandiikibwa kimu. Ekyali ekisingira ddala omugaso gye bali era ku kyo ne bazimba ekkanisa yaabwe n'amaddinni, ky'ekimu n'akyo ekyatuka ku bubaka n'okubikkulirwa esula 10. buli njigiriza ekyamu eri mu bubaka yajja mu n'geri emu oba endala ku lw'Okubikkulirwa 10 yategerebwa mu bukyamu, ne vunuulwa mu bukyamu, zagibwa mu butuufu bw'akyo era ne kitekebwa mu butali butuufu.
Ow'oluganda Branham yali yatwannjula mu jigiriza y'omusingi eye byawandiikibwa. Biri mu bumu n'ekigambo kyonna ekya Katonda. Te tukkiriza mu buzibe naye tonoonyereza mu byawandiikibwa okulaba nga ebintu bwe bityo we biri (Ebikolwa by'abatume 17:11). Tulina okuteka ddala mu butuufu Branham okusinzira ku Malaki 4 nga nnabbi eyasuubizibwa. Yali mubaka w'omulembe ogusembayo ogw'ekkanisa. Amiina.
Kuyayana kwange okuweereza Mukama mu n'geri bw'eti nti bonna abali ekitundu ku kkanisa y'omugole eya Yesu Kristo baleetebwa mu bumu bw'okukkiriza. Emyaka makkumi ana gayise okuva Ow'oluganda Branham bwe yatwalibwa mu Kitibwa era kaakano tusuubira okukyuka – tu kumiridde n'omurimu omunene ogwa Katonda okutabangawoko ku nsi.
Yoku kye ky'okulabirako kyaffe mu Baibuli – yagumira ebintu byonna okutuusa bwe yafuna omugabo gw'emirundi ebiri ogw'ebyo byonna bye yalina. Setaani yali asanyizawo ebintu byonna eby'ali bimwetoolodde. Wadde ne mukazi we yamukyukira n'agamba , "Mukazi we n'amugamba nti okyanyweza obutayonoona bwo? Weegaane Katonda ofe." (2:9). Mukwano gwe ow'okumpi yamubogolera n'atamukkiriza. Naye nate newajja ekiseera Katonda mwennyini bwe yayogera ne Yobu era ekyo kya kyusa embeera yonna. Yobu y'asaabira mikwano gye era nafuna emirundi ebiri okusinga bye yalina mukusooka (Yobu 42:10-17). obumanyirivu buno bw'aleekebwa gye tuli nga ekisuubizo mu gwegatta ku ebyo eby'edda n'okufuga okujja era n'omurimu ogusembayo ogwa Katonda nga okukomawo kwa Kristo tekunabaawo. Mu kiseera Yobu we yafuna okuddibwamu, buli kintu mukyala wa Yobu era ne mikwano gye kye bagamba ky'erabirwa. Bwe kityo bwe kiriba eri naffe. "mugumiikirizenga okutuusa okujja kwa Mukama waffe … mwawulira okugumiikiriza kwa Yobu …" (Yakobo 5:7-11).
Eky'okulabirako eky'okubiri ye Yusufu, eyasulibwa mu kinnya ne bagandabe bennyini era eya sibibwa awatali musango olw'omukazi – ebyo bye by'ali ebiwonvu by'eyalina okuyitamu nga tanawa baganda be emmere mu biseera by'enjala. Teyabatekako kinyu kyonna, mu bitakwatagana na byabwe, ya ggamba, "Musemberere mbeegayiridde. Nebasembera. N'ayogera nti nze Yusufu muganda wammwe gwe mwatunda Emisiri. Ne kaakano temunakuwala, so temwesunguwalira, kubanga mwantunda muno: kubanga Katonda ye yankulembeza mmwe okuwonya mu kufa … si mmwe mwansindika muno, wabula Katonda …" (Olubereberye 45).
Singa tekyali kya Yobu, tetwanditegedde okulongoosa kw'emirundi ebiri. Singa tewaaliwo Yusufu, tetwandibadde ky'akulabirako mu kugaba emmere mu biseera by'enjala. Singa obuweereza bwa Yokaana Omubatiza tebwaliwo, ekubo lya Mukama teryandi teeketeekeddwa. Singa tewaaliwo Omutume Pawulo, amawanga gabanaggwanga tebandiwulidde enjiri. Singa obuweereza bwa William Branham tebwaliwo, tetwandibadde n'obubaka bwe biro by'enkomerero. Era n'abalala bagamba, singa Ow'oluganda Frank teyafuna kutumibwa kuva eri Katonda, ensi teyanditegedde bikwata ku bubaka. Mu nsonga zino zonna tetuli kukola ku buweereza bw'okukyalo, naye n'obuweereza obwegattira ddala eri okutegera entegeka y'obwa Katonda ey'obulokozi.
Mu bikwata ku byawandiikibwa nga we bya nogolwa mu lubereberye lwe kitabo kino, mpandiise okulagibwa kuno n'okutegera okulungi. Nze mu mazima ddala bagaliza bonna okwelekula bennyini okuva mu mutego gwa Setaani era ne batasigala bawambe mu ku vunuula okukola okwagala kwe. Nga bwe kiri nga Omwoyo omutukuvu gwe mwoyo gw'amazima era gutungamya mu mazima gonna (Yokaana 16:13), okusingira ddala waliwo emyoyo egikyamya mu jigiriza e'nsikire ensibuko yayo ddala basetaani (1 Timoseewo 4:1). Jubilee etuusa era edembe ey'obwa Katonda eri kulangirirwa eri bonna (Lukka 4:17-21). Buli muntu yenna asobolo okukomawo eri Mukama era neri Ekigambo kye era nafuna ekisuubizo okusinzira ku kw'agala kwa Katonda (Abaebbulaniya 10:35-38).
Olw'ekisa kya Katonda ndisitula omusalaba gwange – naye nga sibuzito bwa butategera era n'okuvunuula mu bukyamu – okutuusa nga funye engule y'obulamu. Ndina okugumira ebivume bya Kristo, ebivume by'owoluganda Branham, era n'okusingira ddala ebivume byange okutuusa bwe ndituuka mu kitiibwa. Te ky'ampebwa okubeera waggulu we bivume, nga bwe ky'ali kyekimu n'abaddu ba Katonda abasinga obungi. Ekyo ky'ongera okuyayana kwange okuweereza abantu ba Katonda n'okulangirira okuteesa kwonna okwa Katonda okutalimu bulimba. Nsaba Katonda akimpe okutuusa ku kussa kwange okusembayo. Nga Mukama wange era Omulokozi bwe yegamba mwennyini, "… n'ekyo kye kyandeeta mu nsi. Ntegeeze amazima. Buli ow'amazima awulire eddoboozi lyange." (Yokaana 18:37), Nze, nga buli muddu wa Katonda ow'amazima yenna, asobola okugamba kino, "N'azaalibwa omulundi ogw'okubiri n'ekigambo kyekimu era n'omwwoyo omutukuvu gwe gumu mu suubi eddamu okujulira ku mazima." sobola okukigamba eri Katonda, nga Omutume Yokaana bwe yakola, nti tewali bulimba obuva mu mazima. (1 Yokaana 2:21) era nti, "… ategeera Katonda atuwulira ffe …" (1 Yokaana 4:6). "… Owa Katonda awulira Ebigambo bya Katonda …" (Yokaana 8:47). Mu lubereberye waaliwo Kigambo – Ekigambo kye kimu ekiriwo kaakano, ku nkomerero. Buli ku vunuula kwonna kwe kulaga ebintu mu bukyamu nga ebirimu obutwa obwa Setaani, era bulijo yelaga mwennyini nga malayika w'omusana.
Katonda kye yatekawo okukola kirina okutukirira ne kkanisa y'omugole mu nsi Yonna: omugole alijja nga ye teeseteese okusisinkana anaawasa omugole bw'aba aze. Ngy'ogera eri Katonda nti buli mmeeme eyategeerebwa edda okuba kitundu ku kkanisa y'omugole, era n'ayita abalonde okuva mu mivuyo zonna, okutambulira awamu ne Kigambo kya Katonda era n'okujja mu bumu obw'okukkiriza. N'angirira nti tewali muntu alina buyinza okubakuma nga bawambe mu busisira bwonna obw'enjawulo ebanga lyonna era mu ekyo ne babafuula abaddu okukkiriza okuvunuula okw'enjawulo, bagende n'akyo basobole okulekulwa okukkiriza ekyo kyokka eby'awandiikibwa kye bigamba. Amiina!
"Era omwoyo n'omugole bogera nti Jjangu. Naye awulira ay'ogera nti jjangu naye alina enyonta ajje: ayagala atwale amazzi ag'obulamu buwa …
Ategeeza bino ayogera nti weewaawo: nti jija mangu. Amiina: Jjangu, Mukama waffe Yesu." (Okubikkulirwa 22:17-21).