Ebbaluwa - Omwezi gw'ekkumi 2017

Amajaguza ag'e 500 – Enkomerero ey'okuzza obuggya

«

Omwezi gw'ekkumi 31, 2017, lulina okukumibwa nga egandalo ery'enjawulo mu Germany yonna: kibadde emyaka 500 okuva Martin Lutther yalaga 95 ekiwandiko ku mulyango gwe kkanisa eyali ey'edda mu Wittenberg mu mwezi gw'ekkumi 31, 1517, era n'awo ne kyaguyinza okuyitamu kw'okuzza obuggya. Kaakano amakkanisa gonna agakkiriza enjigiriza ya Nicene kaakano gaddayo mu lubuto lwe kkanisa eyasooka eya Nicene. 

Ekifaananyi eky'ejjinja ku maaso g'ekizimbe ku kkanisa ey'omukibuga Wittenberg emabega edda mu 1305: kilaga ekifaananyi eky'embizi enkazi n'abayudaaya nga bonka amabere gaayo. Ekifaananyi kino kyali kya kuswaza bayudaaya mu lujudde mu mirembe egy'edda. Emabegako, waaliwo okusalawo okusooka okuggyawo ekyali kiyitibwa “Judensau” (Embizi enjudaaya), naye abatwala ekibuga era n'abatwala ekkanisa mu kibuga Wittenberg basalawo obutakiggyawo so kisoobole okukola ng'ekijukizo ekyo kusosolebwa kw'abayudaaya. Bwekityo, abagenyi era n'abantu abalala okuva mu nsi yonna basoobole okulaba akabonero kano akokusosola abayudaaya n'amaaso gaabwe.

Martin Luther yali yafuna obumanyirivu obw'okuggyibwako omusango n'okukkiriza. Ekyakolebwa n'omwoyo gwa Katonda era n'egujuzibwa n'ekisa kya Katonda, eyaza obuggya nalyoka abuulira enjiri. Yakkiriza mu mulimu ogwamalirizibwa ogw'obununuzi okuyita mu kufa kw'omununuzi ku musalaba. Kiki kye yayogera ku bayudaaya nga ekikadde, omusajja omulwadde oluvannyuma nga naye amazze okusomozebwa n'omusawo omuyudaaya alina okutwalibwa mu bugonvu ku ekyo ekisanidde. Naye, abe byafayo bagezako okusirikirira ku bituufu nti okwogera kwe ku bayudaaya kwava ku kulangirirra okwakolebwa n'amakkanisa, okusingira ddala ku kuteesa amateeka okwa Lateran mu 1179.

Obukyayi ku Bayudaaya kubaddewo okumala akaseera kawanvu nnyo. Okuyiganyizibwa kwabwe kwatandika katono nnyo oluvannyuma lwa kabaka Constantine bwe yalangirira obukristayo nga enzikkiriza ye ggwanga mu bwakabaka bwa Baruumi mu mwaka 31. n'okulaga eri okuteekebwa ku musalaba okwa Kristo, wonna baali bavunanyizibwa okutta Kristo era ne Katonda.

Mu mwaka 321, Abayudaaya baali tebakkirizibwa okukuuma Sabbiiti era ne babawaliriza okukuumanga olunaku olusooka mu nnaku omusanvu. Emabega w'ekulankulana eno eyakatyabaga, okuteesa kwa Nicene kwaliwo okuva mu mwezi gw'okutano 20, – mu mwezi gw'omusanvu 25, mu mwaka 325. Constantine yali ayagala obwegassi obw'abatunze be bonna, ye nsonga lwaki yakyaza abakulembeze ab'enzikkiriza ez'abakristayo ab'enjawulo abaaliwo mu biseera ebyo. Awo abakyise b'ekkanisa ez'abanamawanga bakubaganya ensonga ku masomo ga Baibuli; ebigambo eby'ebyawandiikibwa ebitukuvu byakozesebwa era ne bikozesebwa mu bukyamu: Obweyamu obw'asooka obw'okukkiriza okutali kwa Baibuli ebikwata ku bussatu, eky'okulabirako nti Katonda abaawo mu bantu abassatu ab'enjawulo, kyalangirirwa era ne kimaliriibwa mu 381 mu kuteesa kwa Constantinople n'okulangirira nti omwoyo omutukuvu gw'ali omuntu ow'okusatu ow'obussatu.

Obweyamu bwa Baibuli obw'okukkiriza obusangibwa wokka mu Baibuli, era byokka ebyawandiikibwa mu Bikolwa eby'abatume by'atandikibwawo n'abatume era byokka ebiyigirizibwa mu bbaluwa z'abatume y'enjigiriza ey'abatume. Okuba ow'amazima eri Baibuli mu bulambulukufu kitegeeza okukkiriza mu bikolwa ekyawandiikibwa!

Ekkanisa eyasooka yasigala mu jigiriza era ne mu bikolwa eby'abatume: “Ne baba nga banyiikiranga okuyigirizibwa okw'abatume, ne mu kusseekimu, ne mu kumenya emigaati ne mu kusaba.” (Ebikolwa by'abatume 2:42).

Ekkanisa entuufu eya Yesu Kristo ekyali “Kubanga mwazimbibwa ku musingi be batume ne bannabbi, Kristo Yesu yennyini bw'ali enjjinja eddene ery'okusonda …” (Abaefeso 2:20).

Okusseekimu kwonna okw'endagaano enkadde n'empya kyamaanyi nnyo. Okuva ku lunyiriri olusooka mu Baibuli, Katonda/Elohim yeyanjula yennyini nga omutonzi. Ku ntandikwa y'ebiseera, Ye ataggwaawo, nga ye mwoyo, yajja okuva mu bulambabwe obutaggwaawo obw'omwoyo, obutangavu era n'obulamu mu ngeri erabika nga Mukama/Yakuwa. Okuyita mu mulimu gwe ogw'amaanyi, yayogera ebintu byonna ne bibaawo, ebirabika era ne bitalabika. Yatambula mu lusuku Eddeni era n'atonda omuntu mu kifaananyi kye.

Mu ndagaano enkadde, Katonda yayogera okuyita mu nnabbi we kye yali alubiridde okuva mu butaggwaawo mu ntegeka ey'obulokozi. Okuva ku Lubereberye olw'esula esooka mu ndagaano empya, tulagibwa okutuukirira kw'obunnabbi bw'endagaano enkadde.

Esomo ekulu mu byawandiikibwa ebitukuvu byonna kyali era kye bulamba bwa Katonda. Mu myaka 4000 ez'endagaano enkadde, Mukama Katonda ytebikkula yennyini mu ngeri nyingi ez'enjawulo: nga Omutonzi, Omubeezi, Kabaka, Omulamuzi, nebirala bingi. Ku lw'obulokozi bwaffe, yebikkulayennyini mu ndagaano empya nga Kitaffe mu ggulu mu mwana we ku nsi era n'okuyita mu mwoyo omutukuvu mu kkanisa ye. Okuyita mu ndagaano enkadde yonna n'okutuusa ku nnabbi Malaki, eyamala emyaka 400 nga Kristo tannajja, tewali muntu n'omueyayogerako ku kitaffe mu ggulu, si n'amulundi n'ogumu Omwana mu ggulu, si n'alumu ku bantu abassatu abataggwaawo abasseekimu era ne bakola obussatu.

Mu ndagaano enkadde, ekikulu kyali okujja kw'oyo eyafukibwako amafuta nga omununuzi. Waliwo obunnabbi obusuka 100 obw'ogera ku mununuzi, eyalina okuzaalibwa okuva mu muwala omulongoofu nga Omwana wa Katonda: “Mukama yennyini kyaliva abawa akabonero; Laba, Omuwala atamanyi musajja aliba olubuto, alizaala omwana w'obulenzi, era alituumwa erinnya lye Imanueri.” (Isaaya 7:14; Isaaya 9:5; Mikka 5:1; …)

Mu ndagaano empya, okuzaalibwa kw'omwana wa Katonda kw'ogerwako mu bujuvu. Malayika Gabulyeri yajja eri Malyamu n'agamba, “Awo malayika n'amugamba nti totya Malyamu, kubanga olabye ekisa eri Katonda. Era, Laba, oliba olubuto, olizaala Omwana w'obulenzi, olimutuuma erinnya Yesu. Oyo aliba mukulu, aliyitibwa mwana w'oyo aliwaggulu ennyo: Era Mukama Katonda alimuwa entebe ya Dawudi jjaajawe: era anaafuganga ennyumba ya Yakobo emirembe n'emirembe, so obwakabaka bwe tebuligwaawo. Awo Malyamu n'agamba Malayika nti kiriba kitya ekyo, kubanga simanyi musajja? Ne malayika n'addamu n'amugamba nti Omwoyo omutukuvu alikujjira, n'amaanyi g'oyo aliwaggulu ennyo galikusiikiriza era ekyo ekirizaalibwa kye kiriva kiyitibwa ekitukuvu, Omwana wa Katonda.” (Lukka 1:30-35).

Mukama Katonda yebikkula yennyini mu buntu eri Ibulayimu (Olubereberye 18), – Musa (Okuva 4), era neri bannabbi bonna mu ndagaano enkadde. Naye okusoobola okutununula okuva mu kibi, Mukama yennyini yalina okujja mu mubiri gw'omuntu. Okuva mu biseera by'okuzaalibwa kwe: “Kubanga leero azaaliddwa gye muli omulokozi mu kibuga kya Dawudi, ye Kristo Mukama waffe.” (Lukka 2:11), Omwana alagibwa gye tuli “Mukama” emirundi 300. bulijo ye Mukama y'omu newakubadde mu ndagaano enkadde oba empya (Abaebbulaniya 13:8). “… So sewali muntu ayinza okwogera nti Yesu ye Mukama waffe wabula mu mwoyo omutukuvu.” (1Abakkolinso 123b).

Tewaliwo kyawandiikibwa n'ekimu ekyogera nti Katonda nga kitaffe alina omwana eyazaala yekka mu butagwaawo. Ekkanisa z'abanamawanga ne bakitaabwe kye bagunjawo, okusingira ddala mu kuteesa kwa Nicaea era ne Constantinople, era ne tekebwako akasitaze “Abatume' enjigiriza” mu byonna kya bweru mu Baibuli. Sikyasonga wadde nga kyawandiikibwa mu Didashe oba mu Cateshism oba mu mateeka g'ekkanisa – bwe kiba nga tekyawandiikibwa mu byawandiikibwa ebitukuvu, si kya mu byawandiikibwa.

Amakkanisa gonna galina obuyinza okusalawo kye bakkiriza era ne kye bayigiriza era ne kye bakola. Ekyokutandikirako kyaffe kwe kukkiriza ebyo byokka ebyawandiikibwa ebitukuvu kye bigamba. Kiki Tertullian, Athanasiusm, Augustine, Hieronymus, era n'abalala kye bayogera gwe gwali omusingi ogw'ekkanisa ye ggwanga mu bwakabaka bwa Baruumi. Abakristayo abakkiriza Baibuli bakkiriza byokka abantu ba Katonda kye ba yogera ne kiragiro eky'obwa Katonda ku musingi gw'ekkanisa y'endagaano empya. Bonna abalaga Abaefeso 4:5, ekyokulabirako “Mukama omu, okukkiriza kumu, okubatizibwa kumu,” olina okuddayo emabega mu kitabo kye Bikolwa by'abatume musome bennyini e'ngeri abatume gye babatiza (Ebikolwa by'abatume 2:38; Ebikolwa by'abatume 8:16; Ebikolwa by'abatume 10:48; Ebikolwa by'abatume 19:5). Si na kiseera n'ekimu bwe kyakolebwako mu ngeri y'obussatu naye nga kikolebwa ddala mu linnya ly'endagaano empya Katonda mwe yebikkula yennyini nga Kitaffe mu mwana era n'okuyita mu mwoyo omutukuvu, era ekyo kiri “Mu linnya lya Mukama Yesu Kristo.” Mu Matayo 28:19, ekyawandiikibwa ekyasooka kiri, “… nga mubabatiza okuyingira mu linnya …,”|si manya, si bitiibwa ebissatu, naye mu linnya eriri waggulu w'amanya gonna. Omutume Peetero, Pawulo, ne Firipo bakola ekiragiro ekinene mu ngeri ey'amazima.

Tewali muntu yenna ayinza kwongerako kintu kyonna ku ekyo Abatume Peetero, Yokaana, Yakobo ne Pawulo kye bayigiriza, ne bakola, era kye baawandiika. Kituufu, enjigiriza ey'amazima eyabatume esangibwa mu Baibuli yokka. Endagaano empya nayo ya bwa Katonda, ekiwandiko ekyamalirizibwa, mu ekyo tewali kintu kyonna kiyinza kwongerwako era mu kyo tewali kintu kyonna kiyinza kukyusibwa (Okubikkulirwa 22).

Mu bujuvu bwonna obw'amazima tuyinza okwogera mu maaso g'amazima ne Katonda omuyinza w'ebintu byonna, “Kubanga tetwagoberera ngero ezaagunjibwa n'amagezi bwe twabategeeza obuyinza n'okujja kwa Mukama waffe Yesu Kristo, naye twalaba n'amaaso gaffe obukulu bwe.” (2Peetero 1:16).

Twazibwayo mu kigambo ekyasooka ekyava mu Yerusaalemi era tusoobole okuba n'obumanyirivu bwe byo Katonda byali kukola mu biseera bino ebisinga omugaso mu ntegeka ey'obulokozi. Obubaka obw'omubyawandiikibwa, okuyita mu bwo ebintu byonna mwe birina okulongoosebwa era n'okuzibwayo mu mbeera yakyo eyasooka mu maaso ga Katonda, butuuse ku nkomerero z'ensi; emitima gy'abaana ba Katonda zikyusiddwa eri okukkiriza okw'amazima okwa bakitaabwe.

Mukama Katonda yamaliriza omulimu gwe ogw'obutonzi, era ye yennyini alimaliriza omulimu gwe ogw'obununuzi ng'akola kyennyini kye yasuubiza mu Kigambo kye: “Kubanga Mukama alikola ekigambo kye ku nsi, ng'akituukiriza era ng'akisalako.” (Abaruumi 9:28).

“Bwe kityo bwe kinaabanga ekigambo kyange ekiva mu kamwa kange: tekiridda gye ndi nga kyereere, naye kirikola ekyo kye njagala, era kiriraba omukisa mu ekyo kye nnakitumirira.” (Isaaya 55:11). Amiina.

Nga bwe yalagirwa

Br. Frank

Omwezi gw'ekkumi 31, 2017, lulina okukumibwa nga egandalo ery'enjawulo mu Germany yonna: kibadde emyaka 500 okuva Martin Lutther yalaga 95 ekiwandiko ku mulyango gwe kkanisa eyali ey'edda mu Wittenberg mu mwezi gw'ekkumi 31, 1517, era n'awo ne kyaguyinza okuyitamu kw'okuzza obuggya. Kaakano amakkanisa gonna agakkiriza enjigiriza ya Nicene kaakano gaddayo mu lubuto lwe kkanisa eyasooka eya Nicene.

Ekifaananyi eky'ejjinja ku maaso g'ekizimbe ku kkanisa ey'omukibuga Wittenberg emabega edda mu 1305: kilaga ekifaananyi eky'embizi enkazi n'abayudaaya nga bonka amabere gaayo. Ekifaananyi kino kyali kya kuswaza bayudaaya mu lujudde mu mirembe egy'edda. Emabegako, waaliwo okusalawo okusooka okuggyawo ekyali kiyitibwa “Judensau” (Embizi enjudaaya), naye abatwala ekibuga era n'abatwala ekkanisa mu kibuga Wittenberg basalawo obutakiggyawo so kisoobole okukola ng'ekijukizo ekyo kusosolebwa kw'abayudaaya. Bwekityo, abagenyi era n'abantu abalala okuva mu nsi yonna basoobole okulaba akabonero kano akokusosola abayudaaya n'amaaso gaabwe.

Martin Luther yali yafuna obumanyirivu obw'okuggyibwako omusango n'okukkiriza. Ekyakolebwa n'omwoyo gwa Katonda era n'egujuzibwa n'ekisa kya Katonda, eyaza obuggya nalyoka abuulira enjiri. Yakkiriza mu mulimu ogwamalirizibwa ogw'obununuzi okuyita mu kufa kw'omununuzi ku musalaba. Kiki kye yayogera ku bayudaaya nga ekikadde, omusajja omulwadde oluvannyuma nga naye amazze okusomozebwa n'omusawo omuyudaaya alina okutwalibwa mu bugonvu ku ekyo ekisanidde. Naye, abe byafayo bagezako okusirikirira ku bituufu nti okwogera kwe ku bayudaaya kwava ku kulangirirra okwakolebwa n'amakkanisa, okusingira ddala ku kuteesa amateeka okwa Lateran mu 1179.

Obukyayi ku Bayudaaya kubaddewo okumala akaseera kawanvu nnyo. Okuyiganyizibwa kwabwe kwatandika katono nnyo oluvannyuma lwa kabaka Constantine bwe yalangirira obukristayo nga enzikkiriza ye ggwanga mu bwakabaka bwa Baruumi mu mwaka 31. n'okulaga eri okuteekebwa ku musalaba okwa Kristo, wonna baali bavunanyizibwa okutta Kristo era ne Katonda.

Mu mwaka 321, Abayudaaya baali tebakkirizibwa okukuuma Sabbiiti era ne babawaliriza okukuumanga olunaku olusooka mu nnaku omusanvu. Emabega w'ekulankulana eno eyakatyabaga, okuteesa kwa Nicene kwaliwo okuva mu mwezi gw'okutano 20, – mu mwezi gw'omusanvu 25, mu mwaka 325. Constantine yali ayagala obwegassi obw'abatunze be bonna, ye nsonga lwaki yakyaza abakulembeze ab'enzikkiriza ez'abakristayo ab'enjawulo abaaliwo mu biseera ebyo. Awo abakyise b'ekkanisa ez'abanamawanga bakubaganya ensonga ku masomo ga Baibuli; ebigambo eby'ebyawandiikibwa ebitukuvu byakozesebwa era ne bikozesebwa mu bukyamu: Obweyamu obw'asooka obw'okukkiriza okutali kwa Baibuli ebikwata ku bussatu, eky'okulabirako nti Katonda abaawo mu bantu abassatu ab'enjawulo, kyalangirirwa era ne kimaliriibwa mu 381 mu kuteesa kwa Constantinople n'okulangirira nti omwoyo omutukuvu gw'ali omuntu ow'okusatu ow'obussatu.

Obweyamu bwa Baibuli obw'okukkiriza obusangibwa wokka mu Baibuli, era byokka ebyawandiikibwa mu Bikolwa eby'abatume by'atandikibwawo n'abatume era byokka ebiyigirizibwa mu bbaluwa z'abatume y'enjigiriza ey'abatume. Okuba ow'amazima eri Baibuli mu bulambulukufu kitegeeza okukkiriza mu bikolwa ekyawandiikibwa!

Ekkanisa eyasooka yasigala mu jigiriza era ne mu bikolwa eby'abatume: “Ne baba nga banyiikiranga okuyigirizibwa okw'abatume, ne mu kusseekimu, ne mu kumenya emigaati ne mu kusaba.” (Ebikolwa by'abatume 2:42).

Ekkanisa entuufu eya Yesu Kristo ekyali “Kubanga mwazimbibwa ku musingi be batume ne bannabbi, Kristo Yesu yennyini bw'ali enjjinja eddene ery'okusonda …” (Abaefeso 2:20).

Okusseekimu kwonna okw'endagaano enkadde n'empya kyamaanyi nnyo. Okuva ku lunyiriri olusooka mu Baibuli, Katonda/Elohim yeyanjula yennyini nga omutonzi. Ku ntandikwa y'ebiseera, Ye ataggwaawo, nga ye mwoyo, yajja okuva mu bulambabwe obutaggwaawo obw'omwoyo, obutangavu era n'obulamu mu ngeri erabika nga Mukama/Yakuwa. Okuyita mu mulimu gwe ogw'amaanyi, yayogera ebintu byonna ne bibaawo, ebirabika era ne bitalabika. Yatambula mu lusuku Eddeni era n'atonda omuntu mu kifaananyi kye.

Mu ndagaano enkadde, Katonda yayogera okuyita mu nnabbi we kye yali alubiridde okuva mu butaggwaawo mu ntegeka ey'obulokozi. Okuva ku Lubereberye olw'esula esooka mu ndagaano empya, tulagibwa okutuukirira kw'obunnabbi bw'endagaano enkadde.

Esomo ekulu mu byawandiikibwa ebitukuvu byonna kyali era kye bulamba bwa Katonda. Mu myaka 4000 ez'endagaano enkadde, Mukama Katonda ytebikkula yennyini mu ngeri nyingi ez'enjawulo: nga Omutonzi, Omubeezi, Kabaka, Omulamuzi, nebirala bingi. Ku lw'obulokozi bwaffe, yebikkula  yennyini mu ndagaano empya nga Kitaffe mu ggulu mu mwana we ku nsi era n'okuyita mu mwoyo omutukuvu mu kkanisa ye. Okuyita mu ndagaano enkadde yonna n'okutuusa ku nnabbi Malaki, eyamala emyaka 400 nga Kristo tannajja, tewali muntu n'omueyayogerako ku kitaffe mu ggulu, si n'amulundi n'ogumu Omwana mu ggulu, si n'alumu ku bantu abassatu abataggwaawo abasseekimu era ne bakola obussatu.