Kulubereberye waaliwo Kigambo si ku vunuula
Mu kutulaga okukomawo kwa Kristo okusemberedde tulina okufuna amagezi amatuufu agakwata ku Katonda n'okuba n'okubikkulirwa okw'enjigiriza yonna ey'omusingi gw'ekkanisa y'endagano Empya. Kino kirimu Okubatizibwa okwe Baibuli abo abakkiriza nga bafuna okusonyiwibwa kwe bibi byabwe nga okulya Emmere y'a Mukama waffe okuba ekijukkizo nti twatabagana ne Katonda, nga tu bikola okutuusa Mukama lwalijja (1 Abakkolinso 11:26). Bino n'ebilala byonna eby'ejigiriza ya Baibuli bilina okwogerwa mu mazima. Bonna bali n'okuba nga we bali mu beroya (Ebikolwa by'abatume 17:10-15) no kunonyereza eby'awandiikibwa ebitukuvu buli lunnaku okukakasa obanga ebintu biyigirizibwa mu butuufu. Katonda Ataggwaawo ayelaga mwennyini ng'omuntu mu Yesu Kristo asobola okuwa okumulisa okutuufu okuyita mu Mwoyo Omutukuvu eri buli omu. Ye Yekka asobola okutekawo ekomo ku batalina suubi abemivuyo gy'ababuloni ab'eyongedde ebiro bino.
Emirembe gyonna kituufu, "…Kitalo: nedda, Katonda abeerenga w'amazima, naye buli muntu abeerenga mulimba; nga bwe ky'awandiikibwa nti obeere n'obutukirivu mu bigambo byo, onsinge bw'onsalirwa omusango" (Abaruumi 3:4). Tusobola okujibwako omusango n'okuwanggula nga Ekigambo kyoka bwe bujulizi bwaffe era nga amazima gatambulira mu ffe, "Kubanga Katonda ali omu, aliwa obutukirivu abakomole olw'okukkiriza, n'abatali bakomole olw'okukkiriza" (v.30).
KATONDA ali OMU YEKKA nga we ky'awandiikibwa, naye tekitegerekeka n'amagezi gonna ag'obusomi bwaffe mu kubikkulirwa kwe eri abantu. "Naye Katonda anabeeranga ku nsi mazima ddala? Laba, Eggulu n'eggulu ly'eggulu teriyinza kukujyamu: Kale enyumba eno gy'enzimbye nga teyinza n'akatono?" (1 Bassekabaka 8:27). Ne wankubade mu luberyeberye yelaga mwennyini mu ngeri elabika bwe yayogeranga ebintu byonna nebibaawo ne Kigambo ky'amanyi ge era gukka g'omwoyo gw'aKatonda okubutikira ebuziba okuleta obulamu Katonda asobola okubeera mu kiseera kye kimu Mu ggula era ne ku nsi, nga bw'abeera buli wamu. Asobola okutambulira mu kifananyi ky'omubiri Omwoyo gwe n'egutambulira ku nsi yonna mu kiseera ky'ekimu Kubanga Ye Mwoyo. "Gwe walagibwa bw'otyo oly'oke omanyenga nti Mukama Ye Katonda; Tewali mulala wabula Ye. Yakuwuliriza Eddoboozi lye nga ayima mu ggulu alyoke akuyigirize: n'ekunsi yakulabya omulimo gwe omunene; n'owulira Ebigambo bye nga biva wakati mu muliro kale manya leero, era okise ku mwoyo nga Mukama Ye Katonda mu ggulu waggulu n'emunsi wansi: tewali mulala." (Ekyamateeka 4:35, 36+39). Asobola okutuula ku Ntebe ye N'akka wansi mu muliro gw'obw'aKatonda mu lusozi sinaayi N'ayogera maaso ku maaso ne Musa n'aleka eddoboozi lye n'erikka okuva muggulu. "Era wakka ku lusozi sinaayi n'oyogera n'abo ng'oyima mu ggulu,.." (Nekkemiya 9:13). Asobola okubeera ku Ntebe Ye mu kiseera kye kimu asobola okubeera ne isirayiri mu mpagi y'omuliro mu buntu era nga abakulembera mu biseera by'emyaka makumi ana. "Era Mukama n'agenda mu maaso gabwe emisana mu mpagi y'ekire okubakulembera, mu kubo; era ekiro mu mpagi y'omuliro okubaakira: balyoke batambule emisana n'ekiro: tezaggwaawo mu maaso g'abantu." (Okuva 13:21-22).
Mukama Katonda asobola okw'elaga mwennyini nga omuntu mu makubo agenjawulo nga tafuuse muntu mulala Yenna. Ye Mutonzi, Omubeezi, Kabaka, Omulokozi, Omulamuzi ne bilala binji naye bulijo asingala nga y'omu.
"Katonda gwe Mwoyo: n'abo abamusinza kibagwanira okusinzanga mu Mwoyo n'amazima" (Yokaana 4:24).
Katonda ali omu yekka, "Naye omutabaganyi si ow'omu, naye Katonda Ye omu." (Abaggalatiya 3:20). "Kubanga waaliwo Katonda omu era omutabaganya w'aKatonda n'abantu omu Omuntu Kristo Yesu" (1 Timoseewo 2:5). Muntu ki aky'ayogera ku bantu abasatu oluvannyuma lw'okubawulira ne mu wulira obujilizi obw'amazima ku Ye okubeera Omu yekka?
Ye omu Yekka, atalabika, "Era Kabaka w'emirembe n'emirembe, ataggwaawo, atalabika, Katonda omu, awebweenga etendo n'ekitibwa emirembe n'emirembe. Amina."(1 Timoseewo 1:17).
Ani agenda okugumira okujako ebintu ebilambulukufu bw'ebityo eby'eby'awandiikibwa nate okutwala Ekigambo "Ky'obussatu" mu kamwa ke Nga Ekigambo ki julira kyennyini kw'oyo Omu?
"Eri oyo yekka Katonda omugezi Omulokozi waffe, awebweenga ekitibwa, obukulu, n'amanyi n'obuyinza, edda n'edda g'emirembe n'emirembe teginnabawo, kaakano n'emirembe egitaliggwaawo. Amiina." (Yuda 25). Butuufu tukkiriza n'obujulizi bw'amazima obw'abatume nti Katonda Yekka eyafuuka Omulokozi waffe okuyita mu Yesu Kristo, Mukama waffe. Amiina. Amiina.
"Katonda gwe musana so mu Ye ekizikkiza teri nakatono. We twogera nga tuusa kimu naye n'etutatambuliranga mu kizikkiza, tulimba n'etutakola mazima." (1 Yokaana 1:5-6). Mu mazima gokka nga tutambulira mu musana gw'ekigambo kye tusobola okubeera n'okukuggaana wamu ne Katonda.
Katonda Ye nannyini buyinza yekka, oyo yekka Oyo alina obutafa, "…Oyo ow'omukisa era nannyini buyinza yekka atenderezebwa, kabaka wa ba kabaka era Mukama w'abami; alina obutafa yekka atuula mu kutangaala okutasemberekeka; omuntu yenna bw'atalabanga ko, so sewali ayinza okumulaba aweebwenga ekitibwa n'obuyinza obutaggwaawo. Amiina." (1 Timoseewo 6:15-16). Kituufu era Amiina!