KATONDA N'entegeka Ye N'abantu

Katonda omu amanya mangi

« »

Mu ndagaano enkadde tusooka okusanga ekigambo ky'oluebbulaniya Elohim, ekyakuyusibwa mu Baibuli zaffe nga "Katonda" Ekigambo Elohim kilabika mu bungi, nga bwe kirimu e'ngeri ez'enjawulo nyingi, mu ezo Katonda mmwe yebikula mwennyini – nga Omutonzi, Omubeezi, Omulokozi, nebirala bingi. Tusanga ebigambo El, Elah ne Elohim buli kiseera bwe baba bategeza Katonda. Erinnya eririmu obujuvu bwa Katonda. Mu Lubereberye 14: 18, Katonda yebikula mwennyini nga El Elyon ekitegeeza "ali waggulu ennyo". Eri Ibulayimu Mukama Katonda yalabika nga El Shaddai, ekitegeeza nti "Katonda omuyinza w'ebintu byonna" (Olubereberye 17:1). kino kilaga Katonda nga Ye afayo, atuwa amaanyi, nga Ye yekka amala. Ekigambo El Shaddai kisangibwa mu kitabo kya Yobu emirundi ezisoba mu makkumi assatu.

Mu Lubereberye 21: 33, tusanga ekigambo eky'oluebbulaniya El Olam, mu bugonvu ekitegeeza "Katonda ataggwaawo": mu Isaaya 9:6, tusoma ku El Gibbor, ekitegeeza "Katonda ow'ekitalo". Okulagibwa kuno kwa mugaso ogw’enjawulo, kubanga kyaweebwa mu kutulaga Omununuzi eyasuubizibwa. Kino kyennyini kitulaga obulamba bwe. Tulina okusoma kye kigamba “Kubanga omwana atuzaaliddwa ffe, omwana ow'obulenzi aweereddwa ffe; n'okufuga kunaabanga ku kibegabega kye: n'erinnya lye liriyitibwa nti Wakitalo (Hebr.: El Gibbor), Ateesa ebigambo, Katonda ow'amaanyi, Kitaffe ataggwaawo, Omukulu w'emirembe.” (Isaaya 9:6). Nga bwe tugenda okulaba, obujulizi bwa Katonda ne bbannabbi be bwe bumu nga bw'ogera ku bituufu nti yaali wa kujja mwennyini nga “Immanuel” ekitegeeza "Katonda naffe" (Isaaya 7:14; Matayo 1:22-23).

Mu kwegatta ne Elohim, ekigambo yahweh (mukusookera ddala: YHWH) kikozesebwa. Yahweh mu bugonvu ekitegeeza "Ataggwaawo mu Ye mwennyini abeerawo yekka". Mu Baibuli zaffe kya kyusibwa nga “Mukama”. Olubereberye, esula 1, yokka ewandika ekigambo Elohim. Awo Katonda yakola omuntu mu kifaananyi kye, ekyali mu mubiri gw'omwoyo. Mu Lubereberye 2:4, tusanga mu mulundi ogusooka okwegatta kw'ebigambo ebibiri “Mukama Katonda” (Elohim Yahweh). Kino kiri mu kwegatta n'omuntu, eyatondebwa okuva mu nfufu y'ensi, natekebwa mu mubiri.

Omugaso gw'erinnya Yakuwa Katonda yelaga mu biseera bya Musa, bwe yafuuka Omulokozi. N'olwekyo tusoma, “Katonda n'ayogera ne Musa, n'amugamba nti NZE YAKUWA: nalabikira Ibulayimu, ne Isaaka, ne Yakobo, nga Katonda Omuyinza w'ebintu byonna naye mu linnya lyange YAKUWA saamanyibwa nabo.” (Okuva 6:2-3). Nnabbi Musa yamanya nti Yakuwa kwe kw'ali okulabika kwa Katonda, torah bwe yali ewandiikibwa – ebitabo ebitano ebya Musa – bulijo erinnya etuufu mu kwegatta okumu yalondebwa.

Okusinzira ku kisuubizo Katonda yawa Ibulayimu mu Lubereberye 15: 13-16, abantu ba Isiraeri baali ba kulokolewbwa. Ekyo ekivako okununulibwa kwabwe tusobola okukisoma mu kuva 6- 13. Erinnya yakuwa ekozesebwa mu kwegatta, kubanga n'akyo Mukama yalabikira Musa, ani eyalina okukulembera okuva wansi wa Katonda. Yakuwa n'olwekyo yafuuka erinnya ly'endagaano erya Katonda mu ndagaano enkadde. mu linnya lino, Isiraeri erinna okuweebwa omukisa (Okubala 6:22-27).