KATONDA N'entegeka Ye N'abantu

Omutonzi

« »

Kiki ekyawandiikibwa ku Katonda mu ndagaano enkadde n'akyo kyakolebwa ku Mukama mu ndagaano empya. Tusoma mu byombi ku mununuzi, Kabaka, Omulunzi, Omulamuzi era nebirala bingi. Tumanyi nti Katonda ye mutonzi n'akyo kirina okuba kilambulukufu nti Omu yekka yavunanyizibwa ku butonzi. Mu Yokaana 1:10, tusoma, "… yali mu nsi, ensi yakolebwa ku bubwe, era ensi teyamutegeera." okwogera kuno kulaga Mukama Yesu Kristo. Oyo ali mu bakkolosaayi 1:16-17 n'akyo kyogera ku Ye, "Kubanga mu oyo ebintu byonna mwe byatonderwa, mu ggulu ne ku nsi, ebirabika n'ebitalabika, oba nga ntebe za bwakabaka oba bwami, oba kufuga, oba masaza; ebintu byonna byatondebwa ye, era ne ku lulwe; naye ye w'olubereberye mu byonna, era ebintu byonna bibeerawo mu ye." Tusobola okutabaganya okwogera bwe kutyo nebirala byonna ebilaga obutonzi?

Mu 1 Abakkolinso 8:6, tusoma, "Naye gye tuli waliwo Katonda Omu, Kitaffe, omuva byonna, naffe tuli ku bw'oyo; ne Mukama waffe omu, Yesu Kristo abeesaawo byonna, era atubeesaawo ffe." Wano ebintu bibiri biteekebwako esira: mu kusookera ddala, nti waliwo Katonda Omu, nga ye Kitaffe, era batugamba nti byonna byakolebewa naye; n'ekilyoka kigamba, waliwo Mukama omu yekka, oyo ye Yesu Kristo, era byonna byakolebwa naye. Okuyita mu ani omurimu gw'obutonzi mwe gwa kolebwa? Tulina abatonzi babiri? Mazima ddala n'edda. Waliwo Omu yekka. Ye Katonda, era nga kitaffe yalabisibwa mu mwana. Era Omwana ye Mukama, era nga Mukama bw'ali Katonda.

Mu kitabo ky'obunnabi eky'endagaano empya tusoma nate ku Mukama Katonda mu sula yo 4:11, "gwe osanidde, ayi Mukama, okufuna ekitiibwa obukulu era na'amaanyi, kubanga gwe watonda ebintu byonna, era ne ku lw'obugulumivu bwo we biri era by'atondebwa." Tulaba nga ky'etagisa okutwala eby'okulabirako bingi ebikwata ku somo lino, okusobola okufuna ekifaananyi ekilambulukufu.