KATONDA N'entegeka Ye N'abantu

NZE

« »

Mu Yokaana 8:24, Mukama waffe ya julira, “Kyennava mbagamba nti mulifiira mu bibi byammwe. Kubanga bwe mutakkiriza nga nze wuuyo, mulifiira mu bibi byammwe.” Bwe tutakkiriza nti NZE yatununula, tulifiira mu bibi byaffe. Nga bwe ky'ali mu nnaku za Musa NZE yayogera . "Musa n'agamba Katonda nti Laba, bwe ndigenda nze eri abaana ba Isiraeri, ne mbagamba nti Katonda wa bajjajja bammwe yantumye eri mmwe; nabo balyogera nti Erinnya lye ye ani? Ndi bagamba ntya? Katonda n'agamba Musa nti NINGA BWE NDI: n'ayogera nti bw'otyo bw'olibagamba abaana ba Isiraeri nti NDI ye antumye eri mmwe." (Okuva 3:13-14).

Ng'akidingana Mukama waffe yakozesa ekigambo kye kimub eky'endagaano enkadde mu ndagaano empya. N'agamba, "NZE kubo, amazima era n'obulamu. NZE kuzuukira, NZE mugaati gw'obulamu, NZE musana gw'ensi" nebirala bingi. Mu Yokaana 8:57-58, tusoma, "Awo Abayudaaya ne bamugamba nti tonnaba kuweza myaka makumi ataano, naye Ibulayimu wamulaba? Yesu n'abagamba nti Ddala ddala mbagamba nti Ibulayimu nga tannaba kuzaalibwa nze nga WENDI." NZE yali ye Mukama y'omu eyayogera eri Ibulayimu era ne Musa.

Mu Isaaya 44: 6b Mukama n'agamba, "NZE ndi wa lubereberye era nze ndi wa nkomerero; so tewali Katonda wabula nze." Ekigambo kye kimu ekisangibwa mu Isaaya 48: 12b, "NZE w'olubereberye, era nze w'enkomerero." mu ndagaano enkadde, Mukama Katonda yali ayogera ku ye mwennyini okuba ow'olubereberye era ow'enkomerero, tewali Katonda wabula ye. Mu ndagaano empya, Mukama waffe n'agamba mu kubikkulirwa 1:17-18, "Totya; nze w'olubereberye era nze w'enkomerero, era Omulamu, era nali nfudde, era, laba, ndi mulamu emirembe n'emirembe."

Mu ndagaano enkadde, Mukama Katonda – Yakuwa n'agamba, "NZE ow'olubereberye era ow'enkomerero", mu ndagaano empya Mukama Yesu agamba, "NZE ow'olubereberye era nze ow'enkomerero". Singa bali bantu babiri ab'enjawulo, twandyagadde okumanya ow'olubereberye era n'ow'enkomerero ddala bw'ali. Mu kubikkulirwa 1:8, mu bulungi kyateekebwa wamu bw'ekiti, "NZE ndi Alufa ne Omega, Mukama Katonda abaawo era eyabaawo era ajja okubaawo, Omuyinza w'ebintu byonna." kya kwe kanga nnyo nti Mukama Yesu yali alaga ku ye mwennyini nga okuba Omuyinza w'ebintu byonna. N'edda, ky'andibadde kikanga singa yakikola mu ngeri endala! Kirungi ddala okugoberera ekituufu okuyita mu Kigambo era n'okuba n'ebintu nga bibikulwa n'omwoyo omutukuvu. Yakuwa ow'endagaano enkadde ye Yesu w'endagaano empya asigala bumu emirembe n'emirembe. Tulina okukkiriza obujulizi bwe mwennyini nga we busangibwa mu byawandiikibwa. Katonda taliwandiika Baibuli endala. Agamba leero bye ya ggamba edda. Te yettaga kulongoosebwa mwennyini mu byonna. Ffe twettaga okulongoosebwa.