KATONDA N'entegeka Ye N'abantu
Ky'annaku nnyo naye kituufu, abantu tebasobodde kutegeera Katonda n'engeri gya maliriza entegeka ye. Y'ali ntegeka ya Katonda okuba n'abaana b'obulenzi n'ab'obuwala wonna naye. Omuntu yateekebwawo okuvira ddala ku Lubereberye okuba n'okukungggana ne Katonda era n'okubaawo emirembe gyonna. Adam yali ye mukulu eyatondebwa n'ekilamo ekyo bwerere. Eri ye, obuvunanyizibwa bwamuweebwa okufuga ebintu byonna ku nsi. Mazima ddala teyali kintu kyekoko kyokka. Tusobola oku kyewulira, okwagala, okusalawo, nebirala bingi , naye obugonvu bwali bw'etagibwa eri okukunggana okutukiridde ne Katonda. Omuntu yali alina okufuga ensi, naye nga yewayo mwennyini eri Mukama omuyinza w'ebintu byonna. Ne w'alyoka wajja ekiseera okusalawo bwe kwali kulina okukolebwa, era Mukama nawa ekiragiro ekyali kirina okukumibwa mu ngeri enyangu (Olubereberye 2:17). twandikkiriza nti Adamu ne Kaawa bandigondedde ekigambo kya Mukama. Naye kilaga akawonvu k'omuntu n'okumuwa ekigezo okulaba ebivamu, ku ekyo ne b'alyoka bafiirwa okukunggana ne Katonda. Obumu obw'ali wakati w'omutonzi n'ebitonde bwa sanyizibwawo, okweyawula ne kubeerawo.
Tebatugamba ku bbanga lye kiseera Adamu ne Kaawa bwe babeerangawo mu kukunggana ne Katonda okutalimu kutabulwa. Ng'okugwa tekunabaawo te waaliwo kibi, tewaliwo bulwadde, te vwaaliwo bulumi, te waaliwo maziga, te waaliwo kufa. Kubanda twatekebwawo okubeerawo Katonda yakola ekubo okutuzayo mu ngeri eyasooka eya namaddala.
Eyasooka okukola ekikolwa ekilwanyisa Katonda yali muntu mu ngeri ya malayika ayitibwa Lucifer mu Isaaya 14: 12, tusoma, “Ng'ogudde okuva mu ggulu ggwe emmunyeenye ey'enkya, Omwana w'enkya! Ng'otemeddwa okutuuka ku ttaka, ggwe eyamegganga amawanga!” Mu Ezeekyeri 28 okuva mu kanyiriri ke 13 omuntu y'omu alagibwa, "Wali mu Adeni olusuku lwa Katonda …”, “wali kerubi eyafukibwako amafuta …”, "Wali ng'otuukiridde mu makubo go okuva ku lunaku kwe watonderwa okutuusa obutali butuukirivu lwe bwalabika mu ggwe.”
Omuntu ono yalwanyisa Katonda. Teyali mumativu na kifo Katonda kye yamuteekamu, yayagala okweyimusa mwennyini waggulu. Okuva lwe yeyawula ku Katonda, ekigendererwa kye kyokka kwe kw'awula abantu okuva ku Katonda. Kubanga Setaani muntu mu ngeri y'omwoyo, yali tasobola kulimba muntu awatali ku yingira mu musota. Guno ogusota mu biro ebyo gw'ali tegwewaalula, gwafuuka oluvannyuma lwe kikolimo (Olubereberye 3:14). kyali kisooboka eri omusota okukubaganya ebirowoozo okuwanvu ne Kaawa, okusinzira ku Lubereberye 3. Kaawa yaleetebwa mu kukubagganya ebirowoozo, bulijo okubeeramu ebibuuzo. Katonda yategeeza kye yagamba, era n'agamba kye yali ategeeza. Naye omusota gw'akikubaganyako ebirowoozo, “Okufa temulifa” Kaawa yatandika okubuusabuusa Ekigambo kya Katonda. Eryo rye kubo Setaani ly'atandika ne bulyomu ku ffe. Kuno mazima ddala kuba kusikiriza kwa kibi okubuusabuusa Ekigambo kya Katonda ekitukuvu.
Katonda yawa Adamu okulabula okw'omu, “Naye omuti ogw'okumanya obulungi n'obubi togulyangako: kubanga olunaku lw'oligulyako tolirema kufa.” (Olubereberye 2:17). Setaani yagambira ddala ekitafaana na kya Katonda okuyita mu musota eri Kaawa, “Okufa temulifa.” (Olubereberye 3:4). Kaakano okusalawo kulina okukolebwa kiki era ne ani alina okukkirizibwa. Kaawa yatwalibwa era n'alimbibwa. Bw'ekityo naye yasika Adamu mu kutwalibwa ekibi kyekimu, era n'okukunggana wakati w'omuntu ne Katonda ne kusanyizibwawo.
Okuva kw'olwo, omuntu yeyawula okuva ku Katonda era ali wansi w'okusikirizibwa kwa Setaani. Buli muntu yenna azaalibwa ku nsi kuno aba mwana wa kufa. Tewali kintu mu bulamu kitali kya kubuusabuusa nga kufa.
Oluvannyuma lw'okusobya, Mukama yalina okugoba Adamu ne Kaawa okuva mu lusuku, bwe batyo baleme okulya ku muti gw'obulamu era awo balyoke babeerewo lubeerera mu kibi. Ky'ali kyetagisa okutununula mu kusooka, tulyoke tufune obulamu obutaggwaawo. Katonda mwennyini yayambaza Adamu ne Kaawa mu nsusu; n'olwekyo omusaayi gwayuyibwa, nga gulaga nti okutabagana kulijja n'akuyuwa musaayi kwokka. Waaliwo olunaku lunene olw'okutangiranga. Kristo bwe yali affa, y'addamu oyo eyamuyita, “Yesu n'amugamba Mazima nkugamba nti Leero onooba nange mu Lusuku lwa Katonda.” (Lukka 23: 43). Okuva ku lunaku olwo ku musalaba, bulyomu ayinza okuyingira mu Lusuku lwa Katonda nate okuyita mu kukkiriza okutangiriranga okwa kolebwa ne Yesu Kristo.
Bulyomu azaalibwa mu nsi eno yeyawula okuva ku Katonda. Fenna twandikoze nga Adamu ne Kaawa bwe bakola, n'olwekyo, fenna gwatusinga mu maaso ga Katonda era fenna twettaga bununuzi. Emikolo gy'enzikkiriza, ezikolebwa kaakano, tezirina kintu kyonna kye zikola ku bulokozi. Bisobola ogeregeranyizibwa n'amalagala Adamu ne Kaawa gebeteekako bennyini. Nga Mukama bwe yasanga abantu ababiri abasooka oluvannyuma olw'okukola ebitakwatagana na Kigambo kye, mu ngeri y'emu asanga buli muntu yenna okuva kw'olwo, kubanga ffe tw'asobya eri ebiragiro bye era gw'atusinga.
Mu biseera by'emyaka enkumi ebiri egyasooka, baaliwo batono bokka Mukama be yebikulira mwennyini, nga Enoch, Nuuwa, Ibulayimu. Abantu bagenda mu ngeri endala mu makubo gabwe bennyini era ne bakola eby'okusinza ebifaananyi. Mu biseera bya Musa, Katonda yalonda Isiraeri okuba abantu be.ebiragiro bya weebwa era buli kintu kya tekeebwawo mu ntegeka, nga Mukama bwe ya kyagala mu biro ebyo. Ekyokusaddaka kyali tekisoobola kuwa obununuzi obusembayo; ebibi byokka bya bikibwa. Bayogera ku saddaka enene ey'endiga ya Katonda eyali erina okujja okugyawo ebibi by'ensi. Yali alina okugyawo ebyo ebyalina okutwawula okuva ku Katonda. Eteeka ly'ali ryetagisa, kubanga okuyita mu ekyo kyokka fe twamanyisibwa ekibi (Abaruumi 3:20) era ne tulyoka tutegeera ekyetago ky'okulokolebwa. Omwoyo gwa Katonda gutusikiriza ku musingi gwe biragiro ebyaweebwa. Ffe mu kw'enennyera ddala nti ffe te twasoobola okubikuma era n'okubasigisa omusango. Awo omu alaba ekyettago ky'obununuzi.
Okutabulibwa kw'ebiseera okuyita mu butali bugonvu bw'abantu tekisoobola kuleeta entegeka ya Katonda etaggwaawo n'abantu. Okuyita mu kusobya, twali tweyawula okuva ku Katonda, naye okuyita mu kutabagana, tw'azibwa nate mu kukunggana ne Katonda. Katonda teyakowa. Yateekawo ekubo okutuzaayo. Ya tununula; yawangula okufa ne magombe era n'atuwa obulamu obutaggwaawo. Tetwalina kubo lya kutuukirira Katonda. Yalina okujja gye tuli atuteekerewo ekubo, bwe tutyo tusobole okugenda gy'ali. Buli muntu yenna alina okumanya obunnabbi bwa Isaaya 40: 3, “Eddoboozi lyayogerera waggulu nti Mulongoose mu lukoola ekkubo lya Mukama, mugololere mu ddungu Katonda waffe oluguudo.” mu kanyiriri 9+10 tusoma, “ggwe abuulira Yerusaalemi ebigambo ebirungi, yimusa eddoboozi lyo n'amaanyi; liyimuse, totya, gamba ebibuga bya Yuda nti laba, Katonda wammwe! Laba, Mukama alijja ng'owamaanyi, n'omukono gwe gulimufugira: laba empeera ye eri naye, n'okusasula kwe kuli mu maaso ge.” Mu sula 35: 4 tusoma, “Mugambe abo abalina omutima omuti nti mubeere n'amaanyi, temutya; laba Katonda wammwe … alijja n'abalokola.” Mu sula ya 52: 10 agamba bw'ati, “Mukama afungizizza omukono gwe omutukuvu mu maaso g'amawanga gonna; n'enkomerero zonna ez'ensi ziriraba obulokozi bwa Katonda.”
Omununuzi yalina okuba Katonda mwennyini. Kirambulukufu okuva mu byawandiikibwa byonna eby'endagaano enkadde. Si na mukiseera n'ekimu we tusanga Kitaffe ng'ayogera n'omwana mu ggulu okuyita mu bbanga lyonna ery'emyaka 4,000. Nga omuntu mumwoyo, yali tasoobola kulega ku kufa. N'olwekyo yalina okulabika mu mubiri ogufa. Buno bwe bw'ali obusobozi bwokka okutununula era n'okutuzaayo nga bwe twali nga tetunaaba kugwa.