KATONDA N'entegeka Ye N'abantu
Mu bukristayo bwa leero osobola okuwulira abalabirizi baganba nti bawa omukisa ku nkomerero y'okusinza, “omukisa gwa Katonda Kitaffe, ogwa Katonda Omwana, era n'ogwa Katonda Omwoyo omutukuvu gubeere nammwe.” naye tulina okutegeera nti nti enkola bw'etyo teyakozesebwa kiseera n'ekimu ne nnnabbi yenna oba mutume. Awatali kubuusabuusa Katonda ye Kitaffe, naye nate tosobola kusanga kigambo nti “Katonda omwana”, naye kiri nti OMWANA WA KATONDA. Ky'ekimu ekikola ne ku mwoyo omutukuvu. Si kiseera n'ekimu we tusanga mu byawandiikibwa omuntu yenna ng'agamba, “Katonda omwoyo omutukuvu”. Tekyali “Katonda mwoyo omutukuvu” eyatambulira ku mazzi, naye OMWOYO WA KATONDA (Olubereberye 1:2).
Kizibu nnyo okutegeera lwaki buli kintu kya taganjulwa n'ekitebwa mu butali butuufu. Tekyali “Katonda mwoyo mutukuvu” eyakka wansi ku eyafukibwako amafuta, bwe yabatizibwa, naye mu bugonvu OMWOYO GWA KATONDA (Matayo 3:16). Tekyali “Katonda omwoyo omutukuvu” eyabutikira malyamu, naye, nga bwe kyawandiikibwa, “OMWOYO OMUTUKUVU alikujjira, n'amaanyi g'oyo ali waggulu ennyo galikusiikiriza: era ekyo ekirizaalibwa kiriyitibwa ekitukuvu, Omwana wa Katonda.” (Lukka 1:35). Ekigambo “Katonda” kisangibwa okukozesebwa wokka nga twogeera ku Kitaffe, ekyokulabirako, “aweebwe omukisa Katonda era ne Kitaffe …”, naye si na mwana oba mwoyo. Omwoyo omutukuvu gunabeera omuntu omulala ow'enjawulo, awo omwana yandiyitiddwa “Omwana w'omwoyo omutukuvu”, kubanga omwoyo omutukuvu gwa butikira Malyamu. Omwoyo omutukuvu mu bugonvu gwe mwoyo gwa Katonda, era omwana wa Katonda kwe kulabisibwa kwa Kitaffe yennyini.
Mu Yoweeri 2:28 “ndifuuka omwoyo gwange ku bonna abalina omubiri.” okutuukirizibwa n'olwekyo kwa wandiikibwa mu Bikolwa by'abatume 2. Katonda teyayuwa muntu mulala yenna, naye mu bugonvu yayuwa omwoyo ggwe, nga bwe yagamba aliyuwa. Mu Bikolwa by'abatume 1:4-8, Yesu yayogera ku kisuubizo kya Kitaffe. Naye ky'ali kisuubizio ekirina okufuna omwoyo omutukuvu. Teyagamba kyokka nti alituma omwoyo omutukluvu (Yokaana 16: 7), naye yasuubiza okukomawo yennyini (Yokaana 14: 18). Byombi bituufu. Ku lunaku lwa bapendakoti, yabeera mu bakkiriza okuyita mu mwoyo. Kaakano Kristo ali mu ffe mu ngeri y'omwoyo, esuubi ry'ekitiibwa (Abakkolisaayi 1:27).
Mu kubuulira kwe okw'asooka Peetero alaga omukolo omunene (Ebikolwa by'abatume 2:38), “Awo bwe yalinnyisibwa ku mukono ogwa ddyo ogwa Katonda, naweebwa okusuubiza okw'omwoyo omutukuvu eri Kitaawe, afuse kino kye mulabye kaakano kye muwulidde.” Ky'onna kigonvu nnyo, bokka abasoma eby'ebnzikkiriza be baffudde ebintu okuba ebizibu by'okutegeera. Yokaana omubatiza yali yamala dda okulanga obumanyirivu buno n'ebigambo ebigobeerera, “Oyo alibabatiza n'Omwoyo Omutukuvu.” (Mathew 3:11). enjigiriza entuufu ey'abatume ky'eri, nti mu Kristo Katonda yali naffe, era okuyita mu mwoyo omutukuvu abeera mu ffe. Mu Yokaana 4:24, Mukama yaggamba, “Katonda gwe mwoyo.” ku lw'ekyo yayuwa omwoyo ggwe. Mu 2 Bakkolinso 3:17 Pawulo awandiika, “Naye Mukama waffe gwe mwoyo.” gwe kaakano ogamba ki? Katonda gwe mwoyo, Mukama gwe mwoyo, mwoyo omutukuvu gwe mwoyo. Naye wano waliwo mwoyo gumu gwokka – era ogwo gwe mwoyo gwa Katonda.
Waddenga ebyawandiikibwa bigamba, “Omwoyo gwa Katonda”, “Omwoyo gwa Mukama” oba “Omwoyo Omutukuvu”, kitegeeza ky'ekimu. Waddenga tusoma ku Kitaffe, Omwana oba Omwoyo Omutukuvu, bwe tuddayo emabega ku nsibuko yakyo tutukira ddala ku nsibuko y'emu, nga ye Katonda omuyinza w'ebintu byonna. Omwana era n'omwoyo omutukuvu tebisobola kw'awulibwa okuva ku Katonda. Omwana, Katonda yazaawo okukunggana naffe; okuyita mu mwoyo tulina okukunggana naye. Omwana ya ggamba, “Nnava eri Kitange.” (Yokaana 16: 28). ky'ekimu ekigambibwa ku mwoyo omutukuvu, “… ku lunaku luli mulisaba mu linnya lyange: so sibagamba nti ndibasabira eri Kitange …” (Yokaana 16: 26). n'olwekyo Omwana n'omwoyo tebyatulanga ekimu ku mukono ogwa kkono n'ogwa ddyo eri Kitange, naye baava eri kitange. Ago ge mazima ag'enkomeredde aga Baibuli!