KATONDA N'entegeka Ye N'abantu

Abantu ba Kristo

« »

Kaakano tujja kukolagana n'abantu ba Katonda. Awatali Katonda alagibwa ng'omwana wa Katonda, Omwana w'omuntu, Omwana wa Dawudi, Endiga ya Katonda, Omutabaganya, Omuwolereza, Nnabbi era nebirala bingi. Tumusomako, “… naye yeggyako ekitiibwa, bwe yatwala engeri y'omuddu, n'abeera mu kifaananyi ky'abantu; era bwe yalabikira mu mutindo ogw'obuntu, ne yeetoowaza, nga muwulize okutuusa okufa, era okw'oku musalaba.” (Abafiripi 2:7-8).

Mukama ow'ekitiibwa yafuuka muddu; Yakuwa yalabika nga Yesu era n'azaalibwa mu nsi eno, nga omwana omulala yenna (Lukka 2:7). Okusobola okutununula, Ekigambo kyalina okufuuka omubiri (Yokaana 1:14). Yali kikumi ku kikumi muntu. Nga omwana yakomolebwa okusinzira ku mateeka, “Awo ennaku omunaana bwe zatuuka ez'okumukomoleramu, n'atumibwa erinnya lye Yesu, liri eryayogerwa malayika nga tannaba kuba mu lubuto.” (Luka 2:21).

Kituufu, kino kisobola okuba waggulu w'ekyo kye tusobola okukola naye olw'okukkiriza tukiriza buli kiri kitundu ku ntegeka ye enene. Okuzaalibwa kwa Kristo bwe kwa langirirwa, malayika ya ggamba, “… naye alizaala omwana wa bulenzi; n'awe oli mutum,a erinnya lye Yesu; kubanga ye alilokola abantu be mu bibi byabwe.” (Matayo 1:21). Omwano ono naye yaweebwayo eri Katonda, nga bwe tusobola okusoma mu Lukka 2:22-23, “… ne bamutwala nebamwambusa eyerusaalemi, okumwanjulira Mukama nga bwe kyawandiikibwa mu mateeka ga Mukama nti buli kisajja ekiggulanda kinaayitibwanga kitukuvu eri Mukama.” naye ye yali ezzadde ebereberye mu kuzaalibwa, nga Malyamu bwe yamala nazaala n'abaana bangi ne Yusufu (Matayo 13: 55-56).

Tewaliwo ngonga mu kugezako okutegera obuweereza buno obunene. Mu bugonvu tukkiriza. Mu kifo kimu tusoma, “Kubanga leero azaaliddwa gye muli omulokozi mu kibuga kya Dawudi ye Kristo Mukama waffe.” (Lukka 2:11), mu ngeri endala batugamba nti Omwana yalagibwa eri Mukama era n'aweebwayo ng'ezzadde ebereberye. Kya mugaso nnyo okutunulira ku bintu, ebyaliwo mu ndagaano empya, okuva mu byawandiikibwa by'endagaano enkadde. Nga Yakuwa yali kulabisibwa mu ngeri y'omubiri gw'omwoyo, n'lwekyo Yesu kwe kwali okulabisibwa mu ngeri y'omubiri.

Yalina okuba kikumi ku kimi muntu okusobola okutegeera n'okununula abantu. Tekyali kya kwekoza naye gali mazima. Yabonabona n'akaaba, era yasangibwa mu buli ngeri nga bwe tuli naye nga talina kibi. Okusobola okufa, yalina okuba omuntu. Mu kusobola okuwangula okufa, emagombe ne Setaani, yalina okuba Katonda. Mu buntu bwe yali alya nga era anywa, yakowanga n'eyebaka, yasaabanga ga bwe tusaba – yali muntu mu buli ngeri yonna.

Mu Abaebbulaniya 2:17 batugamba, “Kyekyava kimugwanira mu byonna okufaananyizibwa baganda be, alyoke abeerenga kabona asinga obukulu owekisa omwesigwa mu bigambo ebiri eri Katonda, olw'okutangirira ebibi by'abantu.”

Buli kiseera tulaba Mukama waffe omwagalwa, tumulaba awatali Katonda nga Omuntu. Yesu Kristo ye yali omwana wa Katonda eyazulibwa, eyazaalibwa mu nsi eno. Twali tulina okuba abononefu era ng'abaleka ebya Katonda (2 Peetero 1:4). N'olwekyo, Omusaayi ggwe, ebirowoozo bye, Obulamu bwe – buli kintu kyatukuzibwa era ne kitabilibwako kibi kyonna. Okufa kwali tekulina kye kugamba ku ye, oba magombe oba Setaani. Naye yatwala ekifo kyaffe era ne buli kintu kyali kijja gye tuli yatwala ye yennyini. Nga enjiri ennya yalaga eyafuukibwako amafuta mu kuzaalibwa kwe okutuusa ku kutwalibwa kwe mu ggulu ng'omuntu. Yalaga obugonvu bwonna era n'abatizibwa ne Yokaana, nga abantu abala bwe baali. Bwe tutyo tusoma mu Lukka 3:21-22, “Awo olwatuuka, abantu bonna bwe baali nga babatizibwa, ne Yesu bwe yamala okubatizibwa, bwe yasaba, eggulu ne libikkuka, omwoyo omutukuvu n'akka ku ye mu kifaananyi ky'omubiri ng'ejjiba, n'eddoboozi nerifuluma mu ggulu nti Ggwe mwana wange omwagalwa; nkusanyukira nnyo.”

Tetuli ku mukolo gwonna omunene, tulina okutegeera ebitekebwawo byonna ebyabaana ab'obulenzi n'ab'obuwala aba Katonda. Buli muntu ajjira ddala mu butuufu okukkiriza alina okuba mugonvu eri Ekigambo kya Katonda era leeka yennyini abatizibwe mu ngeri ya Baibuli. Nga eggulu bwe yebikkulira omwana wa Katonda omwoyo ne gumukkako, n'olwekyo baana bonna abobulenzi n'ab'obuwala balaba eggulu nga libikuse era omwoyo omutukuvu ne gubakkira mu ngeri yemu nga bwe kyali ku lunaku lwa pentakoti. Mu kubatizibwa kwa mazzi, tulanga nti twakkiriza Kristo; mu kubatizibwa kw'omwoyo omutukuvu, Katonda atunnyonyola nti yatukkiriza. Gano amaanyi ga Katonda getagisa, n'olwekyo tusobole okuba n'obulamu obusanyusa Katonda ng'abaana be ab'obulenzi era n'ab'obuwala.