Abantu ba buuza ebibuuzo Katonda abiddamu Ne Kigambo kye N'omuweereza
Kibuuzo 3: Okukkirizakwo kuli kutya ku bikwata ku bubbaka bwe biro by'enkomerero?
Font Face
Line Height
Paragraph Gap
Font Size
Okuddamu: Nzi n'omutima gwange gwonna n'ememe yange yonna Ekigambo eky'amazima ekya Katonda nga bwe kya langirirwa n'ow'oluganda Branham wansi we kigambo "Obubbaka bwe biro by'enkomerero" nga omutume Yokaana mu biseera bye, nange sobola okugamba, "Nti Buno kaakano bwe bubbaka bwe twamuwulirako era ne bulanga eri mmwe…" Nzikkiriza "Obubbaka bwe biro eby'enkomerero" awamu n'ekigambo kya Katonda ekyawandikibwa kikumi ku kikumi. Obubbaka kye Kigambo kya Katonda ekituufu ekya bikkulwa, ne bisuubizo byonna eby'aweebwa ekkanisa ya Yesu Kristo. Naye, Sikkiriza wadde n'ekimu ku kuvunuula okw'enjawulo era nebirala ebyawandiikibwa n'abantu se kin'omu wansi we kiwandiko ky'entu ebitali mu bulongoofu "Obubbaka bwe biro by'enkomerero" Buli kintu ekiva eri Katonda kijja kuba ku nsalo zoka ez'ekigambo kya Katonda.
Tekiri leeta kwawukana, mu ekyo ekitakwatagana n'akyo, naye kijja kweyongeera okuba obwegasi bw'abakkiriza mu buli kibuga era ne buli mu nsi.