Abantu ba buuza ebibuuzo Katonda abiddamu Ne Kigambo kye N'omuweereza
Kibuuzo 4: Otereza nnabbi mu nsonga endala?
Font Face
Line Height
Paragraph Gap
Font Size
Okuddamu: Omuntu yenna ayinza atya okulowooza nti nsobola okugumira okukwata ku buweereza obutuufu obw'obunnabbi! Naye, bwe kijja eri enjigiriza era nze, ng'ekyokulabirako, ndina eri nze okw'ogera okusuka mu nsanvu ku bibwatuuka omusanvu era n'okwogera kungi kwe yakola ku masomo ag'enjawulo mu kubuulira okw'enjawulo mu biseera ebitali bye bimu. Sirina kusalawo kulala naye okutwala buli nsonga okuddayo eri Ekigambo kya Katonda. Wasobola okubaawo eky'okuddamu kimu kyokka eri ekibuuzo kya Baibuli. Okw'ogera okwenjawulo kulaga nti ensonga yali tenabikkulwa mu bujuvu, n'olw'ekyo yali tesobola kutekebwaawo bulungi.
Tulaba obuweereza obutukkiridde obw'obunnabbi, nga bukakasibwa n'okwolesebwa Ow'oluganda Branham kwe yalaba, naffe tulaba nti yeyongerayo ng'omubuulizi n'obuweereza bwa babuulizi. Bw'ekityo tusobola okulaba nti yali alina esuubi ly'ebyo ebintu ebikulu Katonda bya genda okukola. Yali mu butuufu nga ye Nnabbi eyasuubizibwa owa Malaki 4:5-6 eya kakasibwa ne Kristo,Mukama waffe,mu Matayo 17:11 era ne Makko 9:12 yali alina okukyusa emitima gy'abana ba Katonda eri emitima gy'aba Kitaabwe era n'okulongoosa byonna ne Kkanisa ya Yesu Kristo eri entegeka ey'asooka. Bannabbi baali balanga ebintu byonna, naye abatume bokka n'abayigiriza be baali n'okubiteka okusinzira ku ntegeka y'obulokozi. Tuli n'okuwa ekitiibwa okusalawo kwa Katonda okulonda obuweereza obw'enjawulo eri okuzimba ekkanisa (Abaefeso 4:7-16; a. o.). Kaakano ekitanywezeddwa mu komerero bwe kisobola okunwezebwa obulungi okutuuka obulungi mu ntegeka y'obwa Katonda