Book
Abantu ba buuza ebibuuzo Katonda abiddamu Ne Kigambo kye N'omuweereza
Ewald Frank
Navigate
Kapitoly
expand_more
Navigate
Kapitoly
Navigate
Kapitoly
Jump to any chapter without leaving the reader.
Kapitola 6
Kibuuzo 5: Eky'enkomeredde kyo kye ki Baibuli oba bubbaka?
6 / 34
Okuddamu: Nga kibuuzo! Eky'enkomeredde kyange kye kimu ng'ekyo eky'ow'oluganda Branham – Ekigambo kya Katonda, ekisigalawo emirembe n'emirembe. Ow'oluganda Branham yayimirira mu lukunggana nayimusa Baibuli ye n'agamba, "Kino kye ky'enkomeredde kyange!" ekibuuzo bwe kityo abagalwa tekirimu makulu: Amakulu g'obubbaka kye Kigambo kya Katonda ekya bikkulwa, kirimu entegeka y'obulokozi yonna okuva ku lubereberye okutuuka ku ` nkomerero,okusingira ddala ebisuubizo by'olunaku lwaffe. N'olw'ekyo obubbaka kye Kigambo kya Katonda era Ekigambo kya Katonda bwe bubbaka. Buli agezako okubyawula aba yerimbye era aba wabweru we tegeka y'obwa Katonda. Ababuulizi bwe bateeka ebigambo mu kammwa ko w'oluganda Branham ku ebyo ebitakwatagana n'abyawandiikibwa kye biyigiriza, bali ku mufuula nnabbi w'obulimba era n'okuleka kwabwe e Baibuli kubeera ddala kungi. Bali n'oku "Okubikkulirwa" kulagibwa nga busirusiru.
Available translations
PDF
EPUB