Book

Abantu ba buuza ebibuuzo Katonda abiddamu Ne Kigambo kye N'omuweereza

Ewald Frank

library_books Kapitoly: 34 calendar_month 7. 9. 2006

Navigate

Kapitoly

expand_more

Navigate

Kapitoly

Jump to any chapter without leaving the reader.

EBIBUUZO EBY'ABUUZIBWA ERI OW'OLUGANDA EWALD FRANK N'ABAWEEREZA OKUVA MU MAWANGA AG'ENJAWULO 1 Kibuuzo 1: Oyimiridde wa leero ku buweereza bwo w'oluganda Branham? 2 Kibuuzo 2: Bigambo ki byennyini eby'atumibwa William Branham? 3 Kibuuzo 3: Okukkirizakwo kuli kutya ku bikwata ku bubbaka bwe biro by'enkomerero? 4 Kibuuzo 4: Otereza nnabbi mu nsonga endala? 5 Kibuuzo 5: Eky'enkomeredde kyo kye ki Baibuli oba bubbaka? 6 Kibuuzo 6: Oyigiriza mu n'geri y'enjawulo etakwatagana ne y'ow'oluganda Branham gye yayigiriza? 7 Kibuuzo 7: Okkiriza mu kubikkulwa kw'obubonero omusanvu? 8 Kibuuzo 8: Akabonero k'omusanvu nako ka bikkulwa? 9 Kibuuzo 9: Okkiriza nti Okubikkulirwa 10:1-7 kw'atukkirizibwa mu 1963? 10 Kibuuzo 10: Okkiriza nti Ow'oluganda Branham yafuna okubikkulirwa kw'ebibwatuka omusanvu? 11 Kibuuzo 11: Lwaki Ow'oluganda Branham ya yogera ng'adigana ku "Okusikibwa kw'okusatu"? 12 Kibuuzo 12: Lwaki Ow'oluganda Branham emirundi minji alaga Okubikkulirwa 10, akanyiriri ko 7? 13 Kibuuzo 13: Okkiriza mu buweereza bw'omubaka w'omunana? 14 Kibuuzo 14: Okkiriza mu jigiriza yo "kujja kwe mu mubiri" 15 Kibuuzo 15: Okkiriza nti Omwana W'omuntu yamala okujja okusinzira ku Lukka 21:27? 16 Kibuuzo 16: Obuweereza bwo buli butya? Busangibwa mu byawandiikibwa? 17 Kibuuzo 17: Obuulira ebuulira z'ow'oluganda Branham? 18 Kibuuzo 18: Emmere y'omwoyo ye liwa, Okubuulira kw'ow'oluganda Branham oba Baibuli? 19 Kibuuzo 19: Ani ali kikirira Ekkanisa ye biro ebisembayo eri Mukama? 20 Kibuuzo 20: Weyisa otya ku abo aba kw'ogeerako bubi? 21 Kibuuzo 21: Ow'oluganda Branham ya yigirizako "Okuwassa abakazi abangi"? 22 Kibuuzo 22: Okuyigiriza kwo kuli kutya ku kuwassa n'okugoba? 23 Kibuuzo 23: Kiri kitya ku makka g'omuddu wa Katonda? 24 Kibuuzo 24: Kiri kitya ku kitabo kye mirembe musanvu gy'ekkanisa? 25 Kibuuzo 25: Ebanga lya buli mulembe ku mirembe omusanvu egy'ekkanisa bya bikkulwa eri Ow'oluganda Branham? 26 Kibuuzo 26: Ow'oluganda Branham yawa obunnabbi nti 1977 lwe lw'ali lugenda okuba e'nkomerero? 27 Kibuuza 27: Ow'oluganda Branham yalaba Kalenda eya komenkereza n'omwaka 1977? 28 Kibuuzo 28: Okubatizibwa n'omwoyo omutukuvu kw'ekumu ng'okuzaalibwa omulundi ogw'akubiri? 29 Kibuuzo 29: Kiri kitya ku kw'olesebwa kwe kumi Ow'oluganda Branham kwe yalina? 30 Kibuuzo 30: Ekintu eky'alabibwa mu kw'olesebwa kisobola okusigala nga tekitukiriziddwa? 31 Kibuuzo 31: Njawulo ki eri wakati wa Isiraeri ne Kkanisa? 32 Kibuuzo 32: Kitundu kye tulimu kaakano okusinzira ku ntegeka ey'obulokozi? 33 Okumaliriza 34

Kapitola 7

Kibuuzo 6: Oyigiriza mu n'geri y'enjawulo etakwatagana ne y'ow'oluganda Branham gye yayigiriza?

7 / 34

Okuddamu: Abantu abala basobola okufuna obubi nti njigiriza mu n'geri endala, naye, nga bwe ggambye, mu kubabuulira ekisembayo amazima gali nti ndi n'okuba nga ssekimu ne Kigambo kya Katonda kyonna. Ndina okubuulira kwe era n'akuwulira, n'olw'ekyo manyi okw'ogera okw'enjawulo okwakolebwa mu kulaga amasomo gegamu.

Eky'okulabirako, Ow'oluganda Branham yayogera ku ebiseera bye myaka omusanvu okusingira ddala mu kubuulira kwa "Sabbiiti ensanvu eza Danyeri". Yalina ekungganiro lyonna nga akiddamu waggulu, "Sabbiiti emu eri nga myaka musanvu." (Olupapula 108), era nate nga akitekako esira era yayogera ku myaka essatu ne kitundu. Mu n'geri bw'etyo, kinetagisa okukilambulura eri ekigambo kya Katonda nga bwe kiri. Bwe yali alaga ku Biro byonna ebyebanga wakati w'okukwakulibwa era n'okufuga kwe myaka olukumi,

Awo n'ayogera ku myaka omusanvu, era nga alaga ku buweereza bwa bannabbi ababiri, obw'asuubizibwa eri abayudaaya, yayogera ku myaka essatu n'ekitundu.

Bwe tuyigiriza, nga tu n'ogola ebya yogerwa byokka tekimala, naffe tulina okubiteeka mu butuufu bwabyo okulaga mu byawandiikibwa by'obunnabbi. Naye mmwe, ku bikwata n'akanogole kano: "Mu kiseera bw'atandika Sabbiiti y'ensanvu oba emyaka musanvu, ekkanisa eba egenze. Musobola okukilaba, abemikwano? Mu yimuse emikono gya obanga mu sobola okukilaba. … mu kiseera bw'atandika Sabbiiti y'ensanvu, oba emyaka musanvu, ekkanisa eba egenze.Kaakano, wulirisa, ndi kukinogola nate, Ku ekyo muleme kwelabira. Kino kye mwoyo mutukuvu kye yateeka mu bairo yange nga mpandika…”  (Olupapula 140, pars 189- 192).

Kaakano, Twala ekibuuzo 18 mu kitabo ky'olugereeza mu kitabo ky'obubonero, Olupapula 492, "Ddi endagaano ya Danyeri 9:27 bwe yakakasibwa kulwe Sabbiiti?." Okuddamu: "Emu n'ekitundu ku kyo kyakakasibwa, endagaano, Yesu Kristo bwe yali ku nsi ng'abuulira eri abayudaaya." Wano y'addamubuzi abalala bye baali bagambye nga ye tanajja. Lekka tutwale entunulira y'okwekalirisa mu Danyeri 9:24-27,

we tugambibwa ku Sabbiiti nsanvu eza Danyeri, eza gabanyizibwa mu bitundu bissatu: 7+62+1. Bw'atyo bw'ayogera Mukama mu byawandikibwa ku Kristo, Masiya ali nga bwe bigoberera, "Era Sabbiiti nkaaga mu biri bwe ziri ggwa, oyo afukibbwako amafuta n'alyoka azikirizibwa, so taliba n'akintu …" Kituufu, kyakolebwa kulwaffe ku musalaba. Oluvannyuma lwe kyayogerwa kino tusoma mu kitundu eky'okubiri ekyakanyiriri 26, “… era n'abantu b'omulangira alijja balizikiriza ekibuga n'awatukuvu …" Ekilaga Tito, eyajja n'amajje ga baruumi era nebasanyawo ekibuga era ne yeekaalu mu mwaka AD 70. Mu kanyiriri 27 ebigoberera by'ogera ku balabe ba Kristo, si ku Kristo, "Era aliragaana endagaano ennywenvu n'abangi okumala Sabbiiti emu: ne mu kitundu ekya sabbiiti alikomya ssaddaaka ne kitone …"

Mukama waffe yakola endagaano etaggwaawo naffe n'omusaayi gw'endagano (Matayo 26:28; Makko 14:24;). Omuntu yenna, eky'okulabirako, kusoma 431 "Ebibuuzo n'okuddamu" mu kitabo COD osanga nti Ow'oluganda Branham yayogeranga ebintu binji ebyawukana mu mbuuliraze ez'enjawulo. Ebyawandiikibwa by'ogera nti afuukibbwako amafuta alizikirizibwa oluvannyuma lwe Sabbiiti nkaaga mu biri ebyatebwawo ne Sabbiiti omusanvu ezisooka.(Danyeri 9:26). Ekitundu ekisooka eky'akanyiriri kano,nga bwe tukilaze, kiri eri Yesu Kristo, ayafukibbwako amafuta era ne kitundu eky'okubiri eky'omulangira wa baruumi. Danyeri 9:27 elagira ddala eri abalabe ba Kristo, era n'emyaka musanvu endagaano eyogerwako wano eliba "Endagaano ya baruumi" ku Yerusalemi. Mu kitundu ekisooka ekye Sabbiiti y'ensanvu, bannabbi ababiri baliba n'obuweereza bwabwe (Okubikku;lirwa 11), era ne mukitundu eky'okubiri oluvannyuma lw'endagaano ng'emenyeddwa, abalabe ba Kristo bali fuga okumala emyezi makumi anna mu biri mu bukambwe bwabwe bwonna n'okutanula entalo ku batuukirivu (Okubikkulirwa 13:1-10). Mu biro ebyo eby'okuyiganyizibwa abajulizi abayudaaya bali n'okuwaayo obulamu bwabwe mu kutukirizibwa kwe kitundu eky'okubiri eky'akabonero ko kutano (Okubikkulirwa 6:9-11). Kino kisinzira ku BW'ATYO BW'AYOGERA MUKAMA mu Kigambo kye ekitukuvu.

Available translations