Abantu ba buuza ebibuuzo Katonda abiddamu Ne Kigambo kye N'omuweereza

Kibuuzo 7: 
Okkiriza mu kubikkulwa kw'obubonero omusanvu?

« »

Okuddamu: Kituufu, Nzikkiriza mu maanyi g'obwa Katonda mu kubbikulwa kw'obubonero. Ow'oluganda Branham ya ngamba mu buntu mu ntandikwa y'omwezi gw'ekumi nebiri 1962 nti yali agenda mu Tucson n'amakka ge mu mwezi ogusooka 1963. ya gambibwa mu kuyolesebwa nti ekibuga bwe kinatandika okukola ku lugudo n'akkiriza okuvaayo, olukomera lw'olusuku lw'ali luli n'okutekebwa ku kisaawe kye era nga ebitractor ebikola engudo nga bitandise okutambula wansi ne waggulu ku makubo amatono,nti ekyo kye kinaba ekiseera kyo ku genda mu Tucson.

Nalaba n'amaaso gange olukomera nga luli ku kisaawe era nga ebitractor bitambula wansi ne waggulu nga zigulawo amakubo amatono. Mu gw'ekumi nebiri nga 22 Ow'oluganda Branham yalina okuyolesebwa ku kulabbika kye Kire eky'obwa Katonda mu gw'ekumi nebiri nga 30, 1962. Lw'ali kw'olwo mu gw'okubiri nga 28, 1963, bwe ya gambibwa okuva mu kire eky'amaanyi ga Katonda okuddayo mu Jeffersonville ku lw'okubbikulwa kw'obubonero.