Book

Abantu ba buuza ebibuuzo Katonda abiddamu Ne Kigambo kye N'omuweereza

Ewald Frank

library_books Chapitres: 34 calendar_month 7. 9. 2006

Navigate

Chapitres

expand_more

Navigate

Chapitres

Jump to any chapter without leaving the reader.

EBIBUUZO EBY'ABUUZIBWA ERI OW'OLUGANDA EWALD FRANK N'ABAWEEREZA OKUVA MU MAWANGA AG'ENJAWULO 1 Kibuuzo 1: Oyimiridde wa leero ku buweereza bwo w'oluganda Branham? 2 Kibuuzo 2: Bigambo ki byennyini eby'atumibwa William Branham? 3 Kibuuzo 3: Okukkirizakwo kuli kutya ku bikwata ku bubbaka bwe biro by'enkomerero? 4 Kibuuzo 4: Otereza nnabbi mu nsonga endala? 5 Kibuuzo 5: Eky'enkomeredde kyo kye ki Baibuli oba bubbaka? 6 Kibuuzo 6: Oyigiriza mu n'geri y'enjawulo etakwatagana ne y'ow'oluganda Branham gye yayigiriza? 7 Kibuuzo 7: Okkiriza mu kubikkulwa kw'obubonero omusanvu? 8 Kibuuzo 8: Akabonero k'omusanvu nako ka bikkulwa? 9 Kibuuzo 9: Okkiriza nti Okubikkulirwa 10:1-7 kw'atukkirizibwa mu 1963? 10 Kibuuzo 10: Okkiriza nti Ow'oluganda Branham yafuna okubikkulirwa kw'ebibwatuka omusanvu? 11 Kibuuzo 11: Lwaki Ow'oluganda Branham ya yogera ng'adigana ku "Okusikibwa kw'okusatu"? 12 Kibuuzo 12: Lwaki Ow'oluganda Branham emirundi minji alaga Okubikkulirwa 10, akanyiriri ko 7? 13 Kibuuzo 13: Okkiriza mu buweereza bw'omubaka w'omunana? 14 Kibuuzo 14: Okkiriza mu jigiriza yo "kujja kwe mu mubiri" 15 Kibuuzo 15: Okkiriza nti Omwana W'omuntu yamala okujja okusinzira ku Lukka 21:27? 16 Kibuuzo 16: Obuweereza bwo buli butya? Busangibwa mu byawandiikibwa? 17 Kibuuzo 17: Obuulira ebuulira z'ow'oluganda Branham? 18 Kibuuzo 18: Emmere y'omwoyo ye liwa, Okubuulira kw'ow'oluganda Branham oba Baibuli? 19 Kibuuzo 19: Ani ali kikirira Ekkanisa ye biro ebisembayo eri Mukama? 20 Kibuuzo 20: Weyisa otya ku abo aba kw'ogeerako bubi? 21 Kibuuzo 21: Ow'oluganda Branham ya yigirizako "Okuwassa abakazi abangi"? 22 Kibuuzo 22: Okuyigiriza kwo kuli kutya ku kuwassa n'okugoba? 23 Kibuuzo 23: Kiri kitya ku makka g'omuddu wa Katonda? 24 Kibuuzo 24: Kiri kitya ku kitabo kye mirembe musanvu gy'ekkanisa? 25 Kibuuzo 25: Ebanga lya buli mulembe ku mirembe omusanvu egy'ekkanisa bya bikkulwa eri Ow'oluganda Branham? 26 Kibuuzo 26: Ow'oluganda Branham yawa obunnabbi nti 1977 lwe lw'ali lugenda okuba e'nkomerero? 27 Kibuuza 27: Ow'oluganda Branham yalaba Kalenda eya komenkereza n'omwaka 1977? 28 Kibuuzo 28: Okubatizibwa n'omwoyo omutukuvu kw'ekumu ng'okuzaalibwa omulundi ogw'akubiri? 29 Kibuuzo 29: Kiri kitya ku kw'olesebwa kwe kumi Ow'oluganda Branham kwe yalina? 30 Kibuuzo 30: Ekintu eky'alabibwa mu kw'olesebwa kisobola okusigala nga tekitukiriziddwa? 31 Kibuuzo 31: Njawulo ki eri wakati wa Isiraeri ne Kkanisa? 32 Kibuuzo 32: Kitundu kye tulimu kaakano okusinzira ku ntegeka ey'obulokozi? 33 Okumaliriza 34

Chapitre 9

Kibuuzo 8: Akabonero k'omusanvu nako ka bikkulwa?

9 / 34

Okuddamu: Buli muntu yenna asoma oba awulirisa n'obwegendereza eri Ow'oluganda Branham kye ya ggamba agenda kusanga nti alina okusoma ebintu byonna ebikwatagana n'obubonero omukaaga obusooka. Akabonero k'omusanvu kokka tekaaliko, we ya soma akanyiriri akasooka ak'esula 8, mu kiseera nga ekitundu kya saawa nga waliwo okusirikirira mu ggulu (Ogw'okussatu 24, 1963). Yagatta akabonero k'omusanvu ku bintu binji eby'enjawulo. Yayogera ku nkomerero y'omulembe gwe kkanisa, enkomerero y'obugombe, enkomerero ye ebibya, okutuuka ku nkomerero ye bintu bino byonna. Omuntu yenna asoma ekyawandiikibwa mu Kubikkulirwa 8 okuva ku lunyiriri lw'okubiri, agenda kutegeera ku amakulu ga kabonero k'omusanvu, okusingira ddala ku Malayika omusanvu, abali kw'eteekateeka okufuuwa obugombe.

Waliwo bamalayika musanvu abe kkanisa omusanvu (Okubikkulirwa 1-3).

Nate waliwo bamalayika b'obugombe omusanvu (Okubikkulirwa esula 8-11).

Era be bamalayika omusanvu nga bawuufa ebibya by'obusungu (Okubikkulirwa esula 15-16) byonna by'ateekebwa mu tegeka zabyo ez'obwa Katonda.

Akanogole: "Esula essatu ezisooka mu kitabo ky'Okubikkulirwa kibbikula byonna ebigenda okubaawo eri ekkanisa. Nawo okuva mu sula ey'okusatu okutuuka ku ye 19 ey'Okubikkulirwa tewaliwo nate kulaba kkanisa. Ekkanisa egenda ddala okutuuka mu sula y'okunna ey'okubikkulirwa era nekomezebwawo mu sula 19 ey'Okubikkulirwa, omugole n'anaawasa omugole awamu nga bajja ku nsi. Era nate, okuva mu sula ye 19 okutuuka ku kumaliriza kwe sula ya 22, yonna eri ku kufuga kwe myaka olukumi era nebyo ebiriba mu myaka eziri goberera. Mu biseera bye yo 4 okutuuka ku ye 19, Katonda ali kukolagana ne Isiraeri.” Embaga y'obugombe olupapula, 6+7). Ow'oluganda Branham yakiteekako esira nga akidingana emirundi minji. Naye, Mwetegereze bi mu nyukuta enene "ESULA 4 OKUTUUKA KU 19 GATTAKO ESULA 8, 9, 10, ERA NE 11." Tewaliwo kintu n'ekimu mu sula ezo ennya ekikwata ku Kkanisa, nga Ow'oluganda Branham bwe ya ggamba emirundi minji.

Ekitebe kye kisa bwe kikyusibwa okufuuka ekitebe ky'omusango okusinzira ku kabonero k'omusanvu (Okubikkulirwa 8:2-5), tewakyaliwo omutabaganyi, tewali muwolereza okufuna okusaba kw'abatukirivu. N'atwala ekyoterezo; n'akigguza omuliro ogw'omukyoto, n'akisuula ku nsi. Awo ne waba okubwatuka n'okumyansa, nebirala (v. 5). Ow'oluganda Branham ya gambibwa nti Obugombe omusanvu te bukwata ku biseera bya biro by'omulembe gwe kkanisa.

Okunogola: "… mangu ago oluvannyuma lw'ekyo Malayika wa Mukama yalabbika n'agamba ku bugombe omusanvu – oba obubonero omusanvu. … waali we wo Omwoyo omutukuvu yabbikula kino okudaga ensonga te kikola magoba wadde ne kkanisa mu biro bino kubanga tekirina kya kukola ne kkanisa. … okukunggana kwa Isiraeri bwe bugombe. Obugombe bwa Isiraeri. … mujjukire, buli kagombe akavuga wansi w'obubonero mukaaga. … naye kitukiridde kitya nate akagombe k'omusanvu era n'akabonero k'omusanvu." (Embaga y'obugombe , ogw'omusanvu nga 19, 1964, olupapula 8).

Available translations