Abantu ba buuza ebibuuzo Katonda abiddamu Ne Kigambo kye N'omuweereza
Kibuuzo 9: Okkiriza nti Okubikkulirwa 10:1-7 kw'atukkirizibwa mu 1963?
Font Face
Line Height
Paragraph Gap
Font Size
Okuddamu:Okubikkulirwa 10 te kuna tukkirizibwa. Nga bwe tulabye tekirina we kye gattira ne kkanisa wonna. Ow'oluganda Branham yaali mubbaka w'omulembe gwe kkanisa ogusembayo (Okubikkulirwa 3:14-22), Si malayika wa kagombe k'omusanvu. Alaga ku kubikkulirwa 10 kubanga kye kyawandiikibwa kyokka ekyogera ku bibwatuka omusanvu. Naye tutegera ebintu ebibiri ebisigala nga byawufu ku kirala. Eky'okulabirako, Matayo yalaga okutukirizibwa kwa Koseya 11:1 mu sula yo 2 akanyiriri ke 15, nga alaga ku Yesu, "Okuva mu misiri nayita Omwana wange …”, naye ekyo te kya kakasa Okuva 4:22-23, "Isiraeri ye m Mwana wange Omubereberye wange … leka omwana wange ampeereze …" ebyawandiikibwa byo bunnabbi bukkiriza okulambika kwe bintu byonna, naye buli kiseera biri n'okulekebwa mu butuufu bwabyo gye biri n'okubeera okusinzira ku ntegeka y'obulokozi. Okutukirizibwa kwennyini okw'okubikkulirwa 10 kw'ayogerwako nga bwe tusobola okulaba okuva mu byawandiikibwa ebigoberera ebijulira ku mukolo ogwo ogw'enjawulo. Nate tulagibwa obwa Katonda Nti buli kintu kirina okuzimbibwa mu byawandikibwa ebisingako ekimu.
Ekigambo ekisooka ekikulu kwe "kuwuluguma"
"Ali wuluguma ng'empologoma!" (Okubikkulirwa 10:3).
"… Mukama aliwuluguma ng'ayima waggulu, ng'ayima mu kifo kye ekitukuvu mw'abeera; aliwuluguma n'amaanyi …" (Yeremiya 25:30).
"Bali tambula okugoberera Mukama, naye aliwuluguma ng'empologoma kubanga aliwuluguma, n'abaana abato balijja nga bakankana okuva ebugwajubaa." (Koseya 11:10)
"Awo Mukama aliwuluguma ng'ayima esayuuni, alileta eddoboozi lye ng'ayima eyerusaalemi; n'eggulu n'ensi biri kankana: naye Mukama aliba buddukiro eri abantu be era ekigo eri abaana ba Isiraeri." (Yoweeri 3:16).
"… n'ayogera nti Mukama aliwuluguma ng'ayima esayuuni, era alileeta eddoboozi lye ng'ayima eyerusaalemi …" (Amosi 1:2).
Ekiganbo ekiddako ekikulu kye "nalayira".
"Malayika gwe n'alaba ng'ayimiridde ku nnyanja ne ku nsi n'amaaso omukono gwe ogwa ddyo eri eggulu, nalayira oli oba omulamu emirembe n'emirembe eyatonda eggulu n'ebirimu, n'ensi n'ebirimu, n'ennyanja n'ebirimu, nti tewalibeera kiseera nate." (Okubikkulirwa 10:6).
"… n'empulira omusajja ayambadde bafuta, eyali waggulu w'amazzi g'omuga, ng'agolola omukono gwe ogwa ddyo n'omukono gwe ogw'akkono eri eggulu, n'alayirira oyo abeera omulamu emirembe gyonna nga birituusa ekiseera n'ebiseera n'ekitundu …" (Danyeri 12:7). Te kya dyogeddwa mu bulambulukufu nnyo nti okuva mu kiseera kino omukolo guno ogubaawo kitwala emyaka essatu n'ekitundu zokka ezisigadde okutuusa ku nkomerero ye biro ebisembayo. Eky'enkomeredde bye biro ebitukiridde!
Mukama bw'akka wansi nga Malayika w'endagaano, aliteeka ekigere kye ekya ddyo ku nnyanja ne kigere kye ekya kkono ku nsi okutwala okwogerakwe nga n'annyini byo byonna. Awo wokka ebibwatuka omusanvu byayogera amaloboozi gabyo. Tuli n'okutegera nti buli kyawandiikibwa kirina okutukirizibwa nga bwe kyawandiikibwa, nga mulimu ekitundu eky'okubiri ekya Malaki 3:1-2, kubanga teyatukirizibwa mu kujja okw'asooka okwa Kristo, n'olw'ekyo tekyayogerwako mu ndagaano empya. Mu biro nga guno omukolo omukulu gu kolebwa kijja kutukirizibwa, "… era Mukama gwe munoonya alijja mu Yeekaalu ye nga tebamanyiridde; n'omubaka w'endagaano gwe musanyukira, laba, ajja bw'ayogera Mukama owejje naye ani ayinza okuguminkiriza olunaku lw'okujja kwe? Era ani aliyimirira ye bw'ali labika? Kubanga aligamba omuliro kw'oyo alongoosa ffeeza, era nga sabbuuni ow'aboozi …"Okujja kuno nga Malayika w'endagaano kulagibwa mu bujuvu mu byawandiikibwa eby'ayogerwa birina okutekebwa wennyini Baibuli we biteka – ne Isiraeri. Kubanga mu biro ebyo Yeekaalu eriba yamala dda okuddibwamu okuzimbibwa era kipimibwa okusinzira ku kubikkulirwa 11:1-2, mw'ekyo omubaka w'edagaano, nga ye MUKAMA W'EJJE, alijja. Amiina.
Okuddamu:Okubikkulirwa 10 te kuna tukkirizibwa. Nga bwe tulabye tekirina we kye gattira ne kkanisa wonna. Ow'oluganda Branham yaali mubbaka w'omulembe gwe kkanisa ogusembayo (Okubikkulirwa 3:14-22), Si malayika wa kagombe k'omusanvu. Alaga ku kubikkulirwa 10 kubanga kye kyawandiikibwa kyokka ekyogera ku bibwatuka omusanvu. Naye tutegera ebintu ebibiri ebisigala nga byawufu ku kirala. Eky'okulabirako, Matayo yalaga okutukirizibwa kwa Koseya 11:1 mu sula yo 2 akanyiriri ke 15, nga alaga ku Yesu, "Okuva mu misiri nayita Omwana wange …”, naye ekyo te kya kakasa Okuva 4:22-23, "Isiraeri ye m Mwana wange Omubereberye wange … leka omwana wange ampeereze …" ebyawandiikibwa byo bunnabbi bukkiriza okulambika kwe bintu byonna, naye buli kiseera biri n'okulekebwa mu butuufu bwabyo gye biri n'okubeera okusinzira ku ntegeka y'obulokozi. Okutukirizibwa kwennyini okw'okubikkulirwa 10 kw'ayogerwako nga bwe tusobola okulaba okuva mu byawandiikibwa ebigoberera ebijulira ku mukolo ogwo ogw'enjawulo. Nate tulagibwa obwa Katonda Nti buli kintu kirina okuzimbibwa mu byawandikibwa ebisingako ekimu.
Ekigambo ekisooka ekikulu kwe "kuwuluguma"
"Ali wuluguma ng'empologoma!" (Okubikkulirwa 10:3).
"… Mukama aliwuluguma ng'ayima waggulu, ng'ayima mu kifo kye ekitukuvu mw'abeera; aliwuluguma n'amaanyi …" (Yeremiya 25:30).
"Bali tambula okugoberera Mukama, naye aliwuluguma ng'empologoma kubanga aliwuluguma, n'abaana abato balijja nga bakankana okuva ebugwajubaa." (Koseya 11:10)
"Awo Mukama aliwuluguma ng'ayima esayuuni, alileta eddoboozi lye ng'ayima eyerusaalemi; n'eggulu n'ensi biri kankana: naye Mukama aliba buddukiro eri abantu be era ekigo eri abaana ba Isiraeri." (Yoweeri 3:16).
"… n'ayogera nti Mukama aliwuluguma ng'ayima esayuuni, era alileeta eddoboozi lye ng'ayima eyerusaalemi …" (Amosi 1:2).
Ekiganbo ekiddako ekikulu kye "nalayira".
"Malayika gwe n'alaba ng'ayimiridde ku nnyanja ne ku nsi n'amaaso omukono gwe ogwa ddyo eri eggulu, nalayira oli oba omulamu emirembe n'emirembe eyatonda eggulu n'ebirimu, n'ensi n'ebirimu, n'ennyanja n'ebirimu, nti tewalibeera kiseera nate." (Okubikkulirwa 10:6).
"… n'empulira omusajja ayambadde bafuta, eyali waggulu w'amazzi g'omuga, ng'agolola omukono gwe ogwa ddyo n'omukono gwe ogw'akkono eri eggulu, n'alayirira oyo abeera omulamu emirembe gyonna nga birituusa ekiseera n'ebiseera n'ekitundu …" (Danyeri 12:7). Te kya dyogeddwa mu bulambulukufu nnyo nti okuva mu kiseera kino omukolo guno ogubaawo kitwala emyaka essatu n'ekitundu zokka ezisigadde okutuusa ku nkomerero ye biro ebisembayo. Eky'enkomeredde bye biro ebitukiridde!
Mukama bw'akka wansi nga Malayika w'endagaano, aliteeka ekigere kye ekya ddyo ku nnyanja ne kigere kye ekya kkono ku nsi okutwala okwogerakwe nga n'annyini byo byonna. Awo wokka ebibwatuka omusanvu byayogera amaloboozi gabyo. Tuli n'okutegera nti buli kyawandiikibwa kirina okutukirizibwa nga bwe kyawandiikibwa, nga mulimu ekitundu eky'okubiri ekya Malaki 3:1-2, kubanga teyatukirizibwa mu kujja okw'asooka okwa Kristo, n'olw'ekyo tekyayogerwako mu ndagaano empya. Mu biro nga guno omukolo omukulu gu kolebwa kijja kutukirizibwa, "… era Mukama gwe munoonya alijja mu Yeekaalu ye nga tebamanyiridde; n'omubaka w'endagaano gwe musanyukira, laba, ajja bw'ayogera Mukama owejje naye ani ayinza okuguminkiriza olunaku lw'okujja kwe? Era ani aliyimirira ye bw'ali labika? Kubanga aligamba omuliro kw'oyo alongoosa ffeeza, era nga sabbuuni ow'aboozi …" Okujja kuno nga Malayika w'endagaano kulagibwa mu bujuvu mu byawandiikibwa eby'ayogerwa birina okutekebwa wennyini Baibuli we biteka – ne Isiraeri. Kubanga mu biro ebyo Yeekaalu eriba yamala dda okuddibwamu okuzimbibwa era kipimibwa okusinzira ku kubikkulirwa 11:1-2, mw'ekyo omubaka w'edagaano, nga ye MUKAMA W'EJJE, alijja. Amiina.