Abantu ba buuza ebibuuzo Katonda abiddamu Ne Kigambo kye N'omuweereza
Kibuuzo 10: Okkiriza nti Ow'oluganda Branham yafuna okubikkulirwa kw'ebibwatuka omusanvu?
Font Face
Line Height
Paragraph Gap
Font Size
Okuddamu:Wano Ow'oluganda Branham kye ya ggamba ku somo eryo mu kubuulira kwe okumu ku mbuulira ze ezisembayo mu gw'omunana 15, 1965, "… mulindirire okutuusa bwe tutuuka mu kubbikula kwe bibonyoobonyo era n'obubonero ne bibwatuka omusanvu." yayogera ku bibwatuka omusanvu, okusingira ddala mu kwegatta kw'ekyo ekyaliwo eky'amaanyi mu mwezi gw'okubiri 28, 1963, bwe yawulira ebibwatuka omusanvu nga by'ogera era ne kire kyamaanyi ga Katonda kyalabika. Dr James McDonald ow'etendekero ye Tucson yekebejja ebifaananyi ebyakubibwa ne gulire (ogw'okuna 19, 1963) era obulamu (ogw'okutano 17, 1963) yafuulumya ekiwandiko. Mu kubalaga obumanyirivu buno Ow'oluganda Branham yayogera ku kukkiriza kw'okukwakulibwa, erinnya empya erigenda okubikkulwa, era naye nabigatta ku bintu ebirala eby'omugaso ebize bibeerawo.
Ebibwatuka omusanvu eby'Okubikkulirwa 10 erina okukilekebwa mu makulu g'akyyo mmwe ky'atekebwa mu bwa Katonda, kubanga biry'ogera amaloboozi gabyo wokka nga Malayika w'endagaano akka wansi mu Isiraeri (Obubonero omusanvu, olupapula 72). Ejigiriza nti ebibwatuka omusanvu ge "maanyi musanvu" oba "basajja musanvu abakulu" oba okuvunuula okulala kwonna kulina okugaanibwa, kubanga ddala bya bantu kin'omu era kunyonyola kwa kw'eweereza bo bennyini n'okuwakana era tebalina musingi gwonna ogw'ebyawandiikibwa.
Oluvannyuma nga Ow'oluganda Branham amaze okubuulira ku bubonero omusanvu, ya ggambibwa okuddayo eri wemma era ayogere ebintu bitono eby'omugaso tewali mu byo bino bye bimu ku bye yayogera, "… n'omu alitegera okujja kwe; nabo tebasobola kutegeera ebyama bye bibeatuka bino omusanvu." (Obubonero omusanvu, olupapula 576).
Ababuulizi mugye emikono gyammwe ku somo eryo era ensonga muzileke eri Katonda! Yokaana yagaanibwa okuwandika ekyo ebibwatuka omusanvu bye by'ayogera, te ky'afuuka kitundu ku kigambo kya Katonda ekyawandiikibwa n'olwekyo tekisobola kubuulirwa. Ekyo kye BW'ATYO BW'AYOGERA MUKAMA mu Kigambo kye. Tw'a lagirwa okukuma ebyo byokka ebyawandiikibwa (Okubikkulirwa 1:1-3) era tw'agaanibwa okw'ongerako ekintu kyonna ku Kigambo ky'obunnabbi mu kitabo kino (Okubikkulirwa 22:16-21). Okulabula okwo mu bulambulukufu tekumala?