Abantu ba buuza ebibuuzo Katonda abiddamu Ne Kigambo kye N'omuweereza

Kibuuzo 13: 
Okkiriza mu buweereza bw'omubaka w'omunana?

« »

Okuddamu: N'edda, nange sikkiriza muntu yenna agamba nti mubaka wa munana, oba kukkiriza by'agamba. Okusinzira ku Kubikkulirwa 1:20, waliwo emunyenye musanvu zokka, bamalayika musanvu eri ekkanisa musanvu, era baali ku mukono gwa ddyo ogwa Mukama.Omubaka yenna ow'omunana asobola n'olwekyo okuba ku mukono gwokka ogw'akkono oba ku nsawo eya kkono ey'omuntu omulala, kubanga tewali kisuubizokye kyonna mu byawandiikibwa ebitukuvu. Nera mu kweyongera ddala tewali kisuubizo eri ekkanisa ya Yoswa oba Elisha oba ekya nnabbi omulala yenna. Bonna abaddu ba Katonda aba mazima mu biro bino bayimirira ku musingi gwe gumu era balangirira Ekigambo eky'amazima – obubaka bwe biro bino, obuteekateeka okujja okw'okubiri okwa Kristo.