Abantu ba buuza ebibuuzo Katonda abiddamu Ne Kigambo kye N'omuweereza

Kibuuzo 15: 
Okkiriza nti Omwana W'omuntu yamala okujja okusinzira ku Lukka 21:27?

« »

Okuddamu : N'edda, nange sikkiriza nti Omwana w'omuntu yamala okujja. Nzikkiriza nti Omwana w'omuntu y'ebikkula mwennyini mu n'geri y'emu era n'obubonero bwe bumu nga eyafukibwako amafuta okuyita mu buweereza bw'obunnabbi, nga bwe yakola bwe yatambula ku nsi (Lukka 17:30). Mu yokaana esula 1 ky'abeerawo ne Nathanaeri era ne Simooni Peetero; mu Yokaana 4 n'omukazi ey'ali ku muga; mu Matayo 21 n'abayigirizwa, abamuleetera endogoyi n'omwana gwayo, nti Zekkaliya 9:9 esobole okutukirizibwa. Okujja okw'ogerwako okwa Lukka 21:27 mu wonna te kwegatta n'okujja kw'anaawasa omugole okutwala omugole ewaka nga olunaku lwe bibonyoobonyo telunatuuka. Okujja okwo okw'Omwana w'omuntu kulibeerawo oluvannyuma lwe bibonyoobonyo. "Naye amangu ago, oluvannyuma lwe kibonyoobonyo eky'omu nnaku ezo e'njuba erifuuka ekizikiza, n'omwezi tegulyolesa musana gwago, n'emmunyenye zirigwa okuva muggulu, n'amaanyi ag'omuggulu gali nyenyezebwa: awo lwe kalirabika akabonero ak'Omwana w'omuntu muggulu: n'ebika byonna eby'ensi lwe birikuba ebiwoobe, biriraba Omwana w'omuntu ng'ajja ku bire eby'eggulu n'amaanyi n'ekitiibwa ekinene." (Matayo 24:29-30; Makko 13:24-32; Lukka 21:25-33). Kino ddala tekinabaawo. Okujja kuno n'akwo kulina ogerageranyizibwa ne Danyeri 7:13 era n'Okubikkulirwa 1:7, "Laba ajja ne bire era balitunulira nze gwe baafumita: era balimukubira ebiwoobe ng'omuntu bw'akubira ebiwoobe omwanawe omu yekka. Amiina." Guno omukolo omukulu gulibeeramu amawanga gonna era okusingira ddala Abayudaaya, nga be bali tunulira oyo gwe baafumita (Zekkaliya 12:10).