Abantu ba buuza ebibuuzo Katonda abiddamu Ne Kigambo kye N'omuweereza

Kibuuzo 20: 
Weyisa otya ku abo aba kw'ogeerako bubi?

« »

Okuddamu: Si ku kyonna, kimpa akakisa okuwa omukisa abo abatasobola kufuga obuggya bwabwe. Ku ebyo byonna ebikolebwa ebitafugibwa nze okusalawo kwange kw'ekumu n'okwa baddu ba Katonda bonna aba buulira Ekigambo kya Katonda. Ng'omutume Pawulo bw'awandika, "… olw'ekitiibwa n'olw'okunyomebwa, olw'okuvumibwa n'olw'okusimibwa; ng'abalimba, era naye ab'amazima …" (2 Abakkolinso 6:8). Ddi, eky'okulabirako, ebitali bya mazima ebigambi ebibi bitambuzibwa mu buwandike "Abavuganya", oba mu kitabo ekikwata ku bibwatuka omusanvu, oba mu bbaluwa ebikule, oba wadde ne kubituti era ne ku mitimbagano, ne kigererwa kimu okunafuya okusikiriza kw'obwa Katonda ku lw'obuweereza Katonda bwe y'ateekawo, awo kimanyi nti Setaani akozesa abantu abo. Setaani yakola ebyo ku baddu ba Katonda bonna.

Mukama Yesu ey'ampita ampa amaanyi buli lunaku okugabana Ekigambo kya Katonda eky'amazima n'abakkiriza bonna abatuufu. Mu bivume byonna gumikiriza, era njagaliza bonna abalabe b'amazima ebirungi abakadde n'abapya. Abo mu nnaku zaabwe bayiganya bannabbi, Mukama, era n'abatume, baali bakulembeza ba nzikkiriza, naye mu butuufu baali bazibe ba mwoyo era bageezako okukulembera abazibe.

Ekikula ky'ensigo kyennyini kijja kw'elaga bwe kifaanana. Tosobola kuggya matabi okuva ku maggwa mukisiko, oba okusobola okuggya amazzi ag'awoma n'agakawa okuva ku luzzi lw’elumu. Abalala bagala mu n'geri ya kayini (1 Yokaana 3:11-12), eyelaga mwennyini mu kutta, era kilabikira mu mpisa z'okutta. Kayini n'obuggya bwe, era ne Aberi, eyali asanyusa Mukama ddala ekyo kyateekebwa gye tuli. Ettima era n'obuggya bizaala bukyayi era obukyayi buvamu okutta mugandawo.

Okunogola: "Tofumita omugongo gw'omuntu yenna okumutta; oyinza okumumenya empisa ze era n'omutta, okutta endabika ye. Oyogera bubi ku mulunzi wo wano, okwogera ekintu kuye, osobola ddala okumukuba esasi; ogamba ekintu ekitali kituufu ku ye, kijja, kijja kutta endabikka ye mu bantu ne bintu g'ebyo era ne gukusinga." (Golden Nuggets, olupapula 167).

Isaaka ne Isimayiri ba zaalibwa ne kitaabwe omu, naye ye eyazaalibwa ku lw'omubiri yakyawa ey'azaalibwa okusinzira ku kisuubizo, "naye ffe, abolunda, tuli baana ba kusuubiza nga Isaaka bwe yali. Naye nga mu biro biri eyazaalibwa olw'omubiri nga bwe yayigganya ey'azaalibwa ku bw'omwoyo, bw'ekityo ne kaakano." (Abaggalatiya 4:23-30). tekisobola kuba en'geri endala. Tewaliwo kubikako okusoboka. "Buli muntu yenna akyawa muganda we ye mussi alina obulamu obutaggwaawo nga bubeera mu ye." (1 Yokaana 3:15). Ago ge mazima g'olwatu. Buli akyawa atta mugandawe mazima aba yesse mu mwoyo n'olwekyo omuntu oyo afiirwa obulamu obutaggwaawo.