Book

Abantu ba buuza ebibuuzo Katonda abiddamu Ne Kigambo kye N'omuweereza

Ewald Frank

library_books Kapitoly: 34 calendar_month 7. 9. 2006

Navigate

Kapitoly

expand_more

Navigate

Kapitoly

Jump to any chapter without leaving the reader.

EBIBUUZO EBY'ABUUZIBWA ERI OW'OLUGANDA EWALD FRANK N'ABAWEEREZA OKUVA MU MAWANGA AG'ENJAWULO 1 Kibuuzo 1: Oyimiridde wa leero ku buweereza bwo w'oluganda Branham? 2 Kibuuzo 2: Bigambo ki byennyini eby'atumibwa William Branham? 3 Kibuuzo 3: Okukkirizakwo kuli kutya ku bikwata ku bubbaka bwe biro by'enkomerero? 4 Kibuuzo 4: Otereza nnabbi mu nsonga endala? 5 Kibuuzo 5: Eky'enkomeredde kyo kye ki Baibuli oba bubbaka? 6 Kibuuzo 6: Oyigiriza mu n'geri y'enjawulo etakwatagana ne y'ow'oluganda Branham gye yayigiriza? 7 Kibuuzo 7: Okkiriza mu kubikkulwa kw'obubonero omusanvu? 8 Kibuuzo 8: Akabonero k'omusanvu nako ka bikkulwa? 9 Kibuuzo 9: Okkiriza nti Okubikkulirwa 10:1-7 kw'atukkirizibwa mu 1963? 10 Kibuuzo 10: Okkiriza nti Ow'oluganda Branham yafuna okubikkulirwa kw'ebibwatuka omusanvu? 11 Kibuuzo 11: Lwaki Ow'oluganda Branham ya yogera ng'adigana ku "Okusikibwa kw'okusatu"? 12 Kibuuzo 12: Lwaki Ow'oluganda Branham emirundi minji alaga Okubikkulirwa 10, akanyiriri ko 7? 13 Kibuuzo 13: Okkiriza mu buweereza bw'omubaka w'omunana? 14 Kibuuzo 14: Okkiriza mu jigiriza yo "kujja kwe mu mubiri" 15 Kibuuzo 15: Okkiriza nti Omwana W'omuntu yamala okujja okusinzira ku Lukka 21:27? 16 Kibuuzo 16: Obuweereza bwo buli butya? Busangibwa mu byawandiikibwa? 17 Kibuuzo 17: Obuulira ebuulira z'ow'oluganda Branham? 18 Kibuuzo 18: Emmere y'omwoyo ye liwa, Okubuulira kw'ow'oluganda Branham oba Baibuli? 19 Kibuuzo 19: Ani ali kikirira Ekkanisa ye biro ebisembayo eri Mukama? 20 Kibuuzo 20: Weyisa otya ku abo aba kw'ogeerako bubi? 21 Kibuuzo 21: Ow'oluganda Branham ya yigirizako "Okuwassa abakazi abangi"? 22 Kibuuzo 22: Okuyigiriza kwo kuli kutya ku kuwassa n'okugoba? 23 Kibuuzo 23: Kiri kitya ku makka g'omuddu wa Katonda? 24 Kibuuzo 24: Kiri kitya ku kitabo kye mirembe musanvu gy'ekkanisa? 25 Kibuuzo 25: Ebanga lya buli mulembe ku mirembe omusanvu egy'ekkanisa bya bikkulwa eri Ow'oluganda Branham? 26 Kibuuzo 26: Ow'oluganda Branham yawa obunnabbi nti 1977 lwe lw'ali lugenda okuba e'nkomerero? 27 Kibuuza 27: Ow'oluganda Branham yalaba Kalenda eya komenkereza n'omwaka 1977? 28 Kibuuzo 28: Okubatizibwa n'omwoyo omutukuvu kw'ekumu ng'okuzaalibwa omulundi ogw'akubiri? 29 Kibuuzo 29: Kiri kitya ku kw'olesebwa kwe kumi Ow'oluganda Branham kwe yalina? 30 Kibuuzo 30: Ekintu eky'alabibwa mu kw'olesebwa kisobola okusigala nga tekitukiriziddwa? 31 Kibuuzo 31: Njawulo ki eri wakati wa Isiraeri ne Kkanisa? 32 Kibuuzo 32: Kitundu kye tulimu kaakano okusinzira ku ntegeka ey'obulokozi? 33 Okumaliriza 34

Kapitola 22

Kibuuzo 21: Ow'oluganda Branham ya yigirizako "Okuwassa abakazi abangi"?

22 / 34

Okuddamu: Kibuuzo ki okubuuzo mu nsi engunjufu! N'edda,era Si kyo. Ab'oluganda abamu mu mawanga ga Africa, okuwasa abangi gye ku kya kolebwa, kiteekako esira Nnabbi kye yayogera ku kino, mu kw'etusako e'ngeri zaabwe bennyini ez'okwegomba. Balaga ku Ibulayimu Yakobo, Erukaana, Gidyoni, Dawudi era ne sulemaani, nebirala.

Nga bakiteekako esira nti Dawudi yakola obw'enzi g'attute mukazi wa uliya. Esomo lino lyangu era kyangu nyo obutalitegera. Ow'oluganda Branham ya ggamba, "Naye kaakano, obubonero bu bikkule, omwoyo gw'amazima gutukulembera mu Kigambo. Ekyo kinonyola lwaki ensobi zonna zibadde wansi okuyita mu mirembe gyonna kubanga obubonero bw'ali tebwabikkulwa. Kino ky'ali te kya bikkulwa. Kituufu." (Vol. 3B, olupapula 92).

Ow'oluganda Branham yakozesa ekigambo "okuwasa abakazi abangi" emirundi mingi, okusingira ddala mu kubuulira kwe "Okuwasa n'okugoba" (ogw'okubiri 21, 1965), okusonga ku ndagaano enkadde. Okusingira ddal te yayagala kuteekawo kifo kyawula abakazi n'abasajja ku mukazi mu basiramu eri ab'oluganda. Awatali kuwa nsonga, Katonda ya ggamba mu mateeka, "Oba ng'awasa omulala …" – Si bakazi bangi (Okuva 21:10). mu nsonga eyo omusajja alina okutwala obuvunanyizibwa bw'abakazi bombi. Katonda yawa n'okuwabula ku bikwata ku by'obukulu eby'omwana omubereberye mu nsonga eyo (Ekyamateeka Olw'okubiri 21:15-17).

Omutume Pawulo mu bulambulukufu awandika nti buli musajja abeerenga n'omusajja we era n'abuli mukazi abeerenga n'emusajja we (1 Abakkolinso 7). Ow'oluganda Branham, mu ye yategeeza nga ayogera nti omukazi yatondebwa ku lw'omusajja era si n'geri endala yonna (1 Abakkolniso 11:9). Eyo ye nsonga lwaki omusajja akkirizibwa okuddamu okuwasa oluvannyuma lw'okugoba omukazi we guba nga omusango te gusinga musajja ng'agobye mukazi we omukadde. Naye, singa omukazi addamu n'afumbirwa awo aba ali mu bwenzi, kubanga yasibibwa ne teeka lya Katonda ku lw'okulayira kwe bwabanga aky'ali mulamu (Abaruumi 7:2; 1 Abakkolinso 7:37). Ekyo kye ky'abikkulwa eri Ow'oluganda Branham okuva mu maanyi ge gamu age ggulu,n'ebyo ebire eby'ali mu bw'engula mu kiseera ky'okubikkulwa kw’obubonero. Ebigambo bino byava mu lulimi lwemutegeere, “ky'awandiikibwa nti tasobola kuddamu kufumbirwa, emberera yokka. Asobola okuddamu okuwasa, asobola okuwasa – asobola okuwasa nate bwabanga berera;naye tasobola kuwasa mukazi w'omuntu omulala. N'edda mazima, era bw'awasa n'agoba omukazi aba ali mu bwenzi … mutegeere, omusajja asobola naye omukazi tasobola. Nga Dawudi, nga Sulemaani nga okweyongerayo kwe Baibuli yonn a …" Eky'enjawulokifuuka nga kye ky'amazima! "… alina okusigala omu oba okudayo okutabagana ne musajja we (1 Abakkolinso 7). Tasobola kuddamu kuwasibwa. Alina okusigala omu. Naye tegeera teyagambako ku musajja. Laba, tosobola kukola Kigambo kulimba." (Vol. 3B, olupapula 91).

Buli muntu alina okukitegeera mu n'geri etukiridde ku ekyo ow'oluganda Branham oluvannyuma ng'amaze okufuna eky'okuddamu okuvira ddala eri Katonda ku kibuuzo ekyo eky'okuwasa n'okugoba. Kuno okubikkulirwa kw'ebyawandiikibwa mazima ddala kw'anjawulo ku kulowooza okw'asikirwa okw'obuwangwa era n'ebyo ebiyigirizibwa mu maddinni. Abo bonna aba gamba nti bo bategeera dda buli kimu ku somo lino ery'omugaso bali n'okugambibwa nti Katonda tasobola na kwogera n'abantu bwe b'atyo. Ensonga eno yaali y'amugaso nnyo eri Katonda kubanga yalabikkira mwennyini mu maanyi ga Katonda ege bire mu buntu okuwa okubikkulirwa okusembayo eri omuddu we era Nnabbi. Bonna abagamba mu butuufu nti bakkiriza obubaka bwe biro bino bajja kuwa ekitibwa ekyo.

Available translations