Abantu ba buuza ebibuuzo Katonda abiddamu Ne Kigambo kye N'omuweereza

Kibuuzo 22: 
Okuyigiriza kwo kuli kutya ku kuwassa n'okugoba?

« »

Okuddamu: Sirina jigiriza yonna ey'ange ku somo lyonna. Musa, Mukama waffe Omutume Pawulo, era ne Ow'oluganda Branham kye yayigiriza ku somo lino mu bujuvu. Mazima ddala tewaliwo bwetavu omuntu yenna okuwandika ku kyo, okujjako okuteeka ebintu ebyawandiikibwa edda mu butuufu bw'akyo. Kye kyo ddala nga Ow'oluganda Branham ya ggamba, ebizibu eby'edda era nga si byangu bya kutegeera nti, "Tokimanyi okutuusa nga ki kubikuliddwa ." Mukama Katonda bwe yawa ebiragiro mu mazima ddala teyerabira esomo lino kubanga yayogera ku bwenzi, "Toyendanga … teweegombanga mukazi wa muntu muno …" (Okuva 20).

Mu kubuulira kw'olusozi (Matayo 5:27-32) Mukama waffe naye yayogera ku bwenzi n'okugoba, "Toyendanga Tewegombanga mukazi wa muntu muno …" ku ekyo agamba "Obanga eriso lyo erya ddyo likwesittaza, liggeemu, lisuule wala: kubanga kye kisinga obulungi ekitundu kye ekimu kizikirire, omubiri gwo gwonna guleme okusulibvwa…" Awo n'ayogera n'omusajja eyali – si – agoba mukazi we yekka singa akola obukaba (v. 32). mu n'geri endala omuleetera okukola obwenzi, bwaba az'emu okuwasibwa era kw'ekyo yaliba ekivunanyizibwako.

Mu buwangwa bwonna ku nsi, wadde ne bano abatalina nzikkiriza, obufumbo mu byonna buweebwa ekitiibwa nga kitundu ky'obulama bw'amakka n'etegeka. Ekibuuzo ekyokya kye kino: Obwenzi kye ki, awo bombi baali balina okufa okusinzira ku mateeka ga Katonda? Ebyawandiikibwa bigamba kyi? Obwenzi bwe musajja nga yeggase mu mukwano n'omukazi omufumbo, omukazi w'omusajja omulala. "Bwe basanganga omusajja ng'asula n'omukazi ey'afumbirwa bba, bombi bafenga …" (Ekyamateeka Olw'okubiri 22:22).

Mu Malaki 2 Mukama mukusooka alaga bakabona era ne ggwanga lya Levi olw'okuyigiriza kwabwe okw'obulimba awo n'alyoka ayogera ku ndagaano eya bajjajja ffe, eyo Yuda kyatagenderako naawasa omuwala wa bakatonda abanaggwanga. Esula eno ey'obunnabbi ya buziba nnyo era ekulembera ku nsonga enkulu, "… nti asobole okunonnya ezadde lya Katonda …” Ebyasuubizibwa by'agambibwa Ibulayimu n'omuzukulu we okuva mu lusuku Edeni nga ye Kristo (Abaggalatiya 3:16). Nate tusoma ku kugoba okuba ekikolwa ky'akavuyo. Omusajja bw'agoba mukazi we ow'obuvubuka aba amennya endagaano naye (v. 14). tekibeerangako mu birowoozo bya Katonda nti omukazi aligoba musajja we nga Isiraeri bwe tasobola kugoba Katonda.

N'olwekyo ky'ogeera wokka mu nsonga endala nti omusajja ekiwandiko ky'okumugoba naye omukazi tasobola kuwa musajja we empapula z’okumugoba. Kunogola: “Ow'oluganda, tunulira, ka nkugambe, agenda okuwabira olw'okugoba, oyo Setaani." (COD, Vol. 2, olupapula 981).

Nga omusajja yenna oba omukazi nga tanaba kulowooza ku kugoba kino emirembe gyonna kinaba okusalawo kwange, omusajja oba omukazi alina okusooka okukiteeka mu kola okumusalako ekigere oba mukono nga tanagenda eri abanamateeka okutandika okuwulirisa eby'okugoba. Okugoba kya bussi mu n'geri emu oba endala, amaanyi go aga Setaani oba obukyayi nga bulagiddwa. Tebusanyawo bufumbo bwokka naye n'amakka, ekkanisa ne kitundu ky'owangaliramu. Tewaliwo kikolwa kirala eky'akavuyo ekirimu Setaani nga kugoba kya bussi obulamu bwonna. Kw'ebikka amalagala g'emiti g'ekyambalo eky'okwetukiriza kya kusekererwa.

Setaani, omulimba, yekweka emabega w'okuwakana kwonna okuleetebwa. Omukazi yesalako omutwe bw'agana oba okuleeka musajja we. Mu kiseera ekyo afiirwa byonna eby'omwoyo ne byobutonde bwe bwonna era n'afuuka mukawu n'olulimi lw'obutwa, nga bw'ava mu tegeka y'obwa Katonda ey'obufumbo amakka n'obulamu bwe Kkanisa mu songa eyo akola ekibi ky'eyagalire, ngateka ku musalaba omwana wa Katonda omulundi omulala neyeleetako ekiswalo ky'olujudde, mu byonna nga alowoza nti ali kwesasuza era nga asanyawo omusajja we. Embeera z'abino ebisingisiddwa omusango ze zino: Tewaliwo kisa, tewali kusonyiwibwa, tewali kutabagana – okwukwogerako ebibi kwokka, obulabe era n'obukyayi obutafugika, obugendera ddala okusuuka okufa. Mu biseera bye bimu omuntu oyo ateekawo ebigambo ebisikiriza okugamba nti talina kyakoze okweggyako omusango ku ebyo ebikolwa bye ebibi eri amakka, abakkiriza, era n'abantu bonna okutwaliza awamu.