Abantu ba buuza ebibuuzo Katonda abiddamu Ne Kigambo kye N'omuweereza
Kibuuzo 25: Ebanga lya buli mulembe ku mirembe omusanvu egy'ekkanisa bya bikkulwa eri Ow'oluganda Branham?
Font Face
Line Height
Paragraph Gap
Font Size
Okuddamu: Tewaliwo kubikkulirwa kwetagisa okusalawo ebiseera by'omulembe gwe kkanisa. Ow'oluganda Branham yayogera ku mu muna byafayo Dr. Clarence Larkin emirundi mingi. Mu kitabo kino "Dispensational Truth" Osobola okufuna ekituufu kyennyini okuva mu lupapula130 ne 131, ebyo Ow'oluganda branham bye yakopolola. Amanya ga babaka galondebwa n'ow'oluganda Branham, kituufu. Ekifaananyi Ow'oluganda kye yakozesa n'emirembe gy'ekkanisa ne Sabbiiti nsanvu eza Danyeri, n'abileta nze mwennyini okuva mu Jeffersonville. Kilagira ddala okuyigiriza kwe kye kw'ali ku somo lino. Bino tubisanga nga bikakasiddwa mu kw'ogera kwe.