Ebbaluwa Omwezi - gw'ekkumi n'ebiri 2005

Ebyawandiikibwa tebiyinza kudiba

« »

Ng'oggyeko okuyitibwa kwabwe okw'obw'aKatonda, abasajja ba Katonda baasigala bantu, newakubadde baali bayitibwa bakatonda (Zabbuli 82:6;Yokaana 10:34). ekitundu ky'obwa Katonda ky'ali Kigambo, mu ekyo baagabana obuzaalirwana bw'obwa Katonda, nga bwe tukola naffe (2Peetero 1:3-11). Mu kiseera ky'ennyini oluvannyuma lw'ebigambo bino Mukama n'agamba, "Ebyawandiikibwa tebiyinza kudiba…" Yokana 10:35). kituufu, ebyawandiikibwa tebiyinza kudiba. Okuyitibwa kwa Katonda n’okwawulibwa kwa nkomeredde, tebiyinza kukyusibwa era gabeera mazima emirembe gyonna – bw'atyo mwoyo omutukuvu bw'ayigiriza (Abaruumi 8:28-39; Abaefeso 1; a.o.). Ebyawandiikibwa tebyayinza kudiba kubanga Nuuwa lumu yalina omwenge mungi (Olubereberye 9). Nuuwa yasanga ekisa ne Katonda, so kyawandiikibwa, era ekyo ky'ekyamazima. Yasigala nga ye mubuulizi w'abatuukirivu. Yandiganiddwa era n'okusekererwa, wabula tewali n'omu eyali ayinza okumugamba okulekulira. Mukama yennyini y'abuulira emagombe eri abo abaatakkiriza bubaka bwa Nuuwa ne basigala mu butawulira. Abaana ba Katonda ab'obulenzi n'abo baali mu abo (Olubereberye 6) Emagombe ekiseera kyali kiweeddewo okulokola emmeme zaabwe (1Peetero 3:18-22). BW'ATYO BW'AYOGERA MUKAMA, "…Era nga bwe byali mu nnaku za Nuuwa, bwe bityo bwe biriba ne mu nnaku Z'omwana w'Omuntu." (Lukka 17:26).

Ibulayimu yali tayinza kulagirwa okulekulira Kubanga yali ne Agali era nalyoka awasa Ketula. Ebyawandiikibwa bigamba, " …nti nkufudde jjajja w'amawanga amangi, mu maaso g'oyo gwe yakkiriza, ye Katonda azuukiza abafu …" (Abaruumi 4:17). Ekyawandiikibwa nga tekiyinza kudiba Musa ng'atute omukazi omu Ethiopia nga Mukazi we. Miryamu ne Alooni baali tebalina buyinza kw'ogera bubi ku muganda waabwe Musa (Okubala 12:1). Awo Koola, Dasani, Abiraamu – Abasekerezi – Baali tebalina buyinza okusaba Musa alekulire era n'okusikkiriza ekkanisa yonna okumulwanyisa n'okuleta egyatika (Okubala 16).

Ekyawandiikibwa nga tekiyinza kudiba kubanga Dawudi yakola obwenzi. Mu mateeka Katonda teyayogera kintu kyonna ku kuwasa abangi. Yagamaba wokka, "Oba ng'awasa omulala …" (Okuva 21:10). Mukama naye n'agamba, Omusajja bw'abanga n'abakazzi babiri…" Wabula nalyoka agamba, "Bwe basanganga omusajja ng'asula ng'asula n'omukazi eyafumbirwa bba,bombi bafenga …" (Ekyamateeka Olw'okubiri 22:22). Obufumbo buteekebwa wansi w'okutangirwa buterevu okwa Katonda so bwe gatyo n'amaka. Dawudi yakola obw'enzi era ng'amateeka yalina okukubibwa amayinja awamu ne Basuseba. Dawudi yamenya amateeka abiri, "Tottanga" era "Toyendanga!" Dawudi yali mwezi kubanga yatwala mukazi wa Uliya, era yali mussi kubanga yakola nnyo omusajja we okuttibwa. Okwebaaza kubeere eri Katonda bwe kiba bw'ekityo bwe kiri kunze.

Ekyawandiikibwa tekiyinza kudiba. Dawudi yasigala nga nnabbi, Dawudi yasigala Kabaka, era bonna bye yayogera ng'annabbi mu mwoyo byakola era emirembe gyonna birituukirizibwa. Naye, kibeerawo emirembe gyonna nga ky'amazima nti Katonda yakola Kaawa omu ku lwa Adamu, era nga Pawulo bw'awandiika, "…buli musajja abeerenga ne mukazi we ye, na buli mukazi abeerenga ne musajja we ye." (1Abakkolinso 7). Ani eyandigumidde okunenya Dawudi n'agaana okusoma Zabbuli, nga bwe kyawandiikibwa, "Aweereddwa omukisa Mukana gw'atabalira butali butuukirivu…" (Zabbuli 32:2). Okusonyiyibwa kw'okusobya kwonna kutuukiridde nnyo nti Mukama tajukira kibi nate. Okulumbagana omuntu olw'okusobya kwe kitegeeza okuvoola Katonda era n'okusa wansi omusaayi gw'Omwana gw'endiga, omusaayi gw'endagaano empya, era n'okuteeka Kristo eyakomererwa ku musalaba mu buswavu.

Mu bulamu obw'omukka n'abaddu ba Katonda bulijo tebaawangulanga mu kukola birungi bisanyusa n'okwagala okutuukiridde okwa Katonda. Ebiseera ebimu nabyo Katonda akkiriza okwagala kwammwe okukolebwa. Okwongera kw'ebyo, Ekigambo ky'ebaafuna era ne kiturekerwa bwe kiri kaakana n'emirembe gyonna Ekigambo kya Katonda ekituukiridde. Katonda, Oyo amanyi ebintu byonna, Ye yasaalawo mu kuyita abaddu be. Yesu Kristo, Omwana wa Katonda, yaweebwa ekitiibwa eky'awaggulu ennyo "Mutabani wa Dawudi". Ani eyandigumidde okubuuza okusalawo kwa Katonda? Omuntu bw'atyo ayinza okuba nga aliko emyoyo emibi oba ng'ayagaanibwa Katonda. Bano abanyoomi bayogerwako mu Bikolwa by'abatume 13:41, "Laba, mmwe abanyooma, mwewuunye, mubule; Kubanga nze nkola omulimu mu nnaku zammwe …" Ekintu ekikulu leero gwe mulimu gwa Katonda, newakubadde ng'omulabe agezako ng'abwasobola okuyimirira mu kubo lye. Yesu yawangula byonna. Tagenda kukkiriza makubo g'emagombe okuwangula ekkanisa ey'amazima. Abanyoomi bulijo bafuna ensonga; bagezako okuleetawo obw'egugungo ng'abalwanyisa abo abalina obuweereza obw'ateekebwawo Katonda. Baayingizibwa mu kyama mu kkanisa eyayitibwa (Abaggalatiya 2:4) era nabo bagamba nti balina obuweereza. Ne leero bagamba, "Ekkanisa yonna ntukuvu. Buli w'oluganda yenna yayitibwa. Bonna balina obuweereza." bawaabira abo abaateekebwawo Katonda nga bagamba, "Obuyinza bwo obujja wa? Olikusuula enfufu mu maaso g'abantu." Obutafaanana n'ekyo y'ensonga. Okuyitibwa kw'obwa Katonda mubeeramu ebyo Katonda bye yagamba Pawulo, " …kyenvudde nkulabikira, nkulonde obeerenga omuweereza era omujulirwa w'ebyo mw'ondabidde era ow'ebyo mwe nnaakulabikiranga, nga kuwonya mu bantu ne mu b'amawanga, nze gye nkutuma okuzibula amaaso gaabwe, bakyuka okuva mu kizikiza badde eri omusana n'okuva mu buyinza bwa Setaani badde eri Katonda balyoke baweebwe okuggibwako ebibi n'obusika mw'abo abatukuzibwa olw'okukkirizibwa nze." (Ebikolwa by'abatume 26:16-18).

Katonda assawo bakabaka b'ensi era abaggyawo (Danyeri 2:21). Wabula abasajja abateekebwawo mu bwakabaka bw'omwoyo bassibwawo na Ye. Omuddu wa Katonda alina okukola ekyo kye yalagirwa, newakubadde nga kimuleetera ekitiibwa oba buswavu. Kubanga abamu we tuli "Omulokozi wa Kristo mu bulamu", ku lwa balala "omulokozi mu kufa" (2Abakkolinso 2:14-17). Newakubadde nga Mukama waffe era omukulu yateekebwawo eri abamu okuyimirira era n'eri abamu okugwa, ku lw'akabonero akaayogerwako, era awo ebirowoozo by'emitima n'ebiryoka bibikkulwa (Lukka 2:34-35). Buli muntu yenna atuukirizenga obulokozi bwe yennyini mu kutya n'okukankana (Abafiripi 2:12). Bino ebigoberera bigenda eri abalonde, awatali kyonna kiggibwako, "Newakubadde obugulumivu, newakubadde okugenda wansi, newakubadde ekitonde kyonna ekirala, tebiiyinzenga kutwawukanya na kwagala kwa Katonda okuli mu Yesu Kristo Mukama waffe." (Abaruumi 8). Era ekiteekebwa mu nkola ky'ekyo Omutume kyeyawandiika, "Pawulo omuddu wa Katonda, era omutume wa Yesu Kristo, ng'okukkiriza kw'abalonde ba Katonda …" (Tito 1:1). Omulimu gwe tulina kwe kubuulira enjiri etaggwaawo eya Yesu Kristo, ng'amwotwalidde buli kintu ekiwata ku bwakabaka bwa Katonda, mu mawanga gonna. Ky'enkanyi ekyomugaso kwe kukkiriza kw'abalonde okwaweebwa omulundi gumu ku lwa byonna eri abatuukirivu (Yuda 3).

Kiruma abantu abali mu bubaka obw'enkomerero kaakano bwe batakkiriza nga ebyawandiikibwa bwe bigamba wabula ng'abakwatirira endowooza zaabwe n'okubikkulirwa okw'enjawulo kwe boogerako. Ebyafayo by'obulamu, ebyafayo by'okuyima, n'ebilala, tebilina kyakukola n'ekigambo ekyasuubizibwa eky'ekiseera kino, wabula biri kitundu mu kukola ekibinjja ky'enzikkiriza okuva mu muntu, ekintu ekiteekeddwateekeddwa obulungi okuweereddwa omuntu. Emisalaba egy'embawo, ebiwomeerera, ebitundu by'amateerekero kaakano bigabibwa kubanga birina akakwate ku nnabbi – ebintu bino birimu okukkiriza okuva ku butamanya era bilagibwa nga by'efaananyiza mu makkanisa egakyaliwo ku lw'ago ag'asooka edda mu kibinjja ky'enzikkiriza, wabula nga tegalina kyakukola n'enjiri ya Yesu Kristo. Tuteeka Obuweereza bw'ow'Oluganda Branham mu ntegeeka yakwo ey'omwoyo era tubeera ewala nnyo okuva ku kibinjja kyonna eky'etwala ng'akyoyo wabula nga tekisigala ku Kigambo.

Ku lw'okuyigiriza nti Ow'oluganda Branham yali alina okubeera n'obuweereza bwa weema ekisuubizo bwe kityo tekiri mu byawandiikibwa. Nga tweyongeddeyo, enjigiriza nti Mukama ng'amalayika w'endagaano ng'

Okubikkulirwa 10 nti yamala dda okukka wansi si y'amazima, era n'enjigiriza endala zonna enkyamu ezikwata ku bibwatuka, n'wbilala bingi, ezitambuzibwa wonna. Okujja kwa Mukama, oba ng'anaawasa omugole (Matayo 25:31-36) oba nga Malayika w'endagaano (Okubikkulirwa 10:1-7), bulijo ky'egattira ddala n'amazima era okubeerawo kwe mu buntu, ne mu mubiri (parousia). Buli mu kujja ebintu bibaawo era bwe biriba mu mazima ddala nga bwe byayogerwa okubeera mu kaseera ako, okutuusa ku kujja kwa Mukama Katonda bw'aliyimirira ku bigere bye ku lusozi olwa Zeyituuni (Zekkaliya 14:4).

Ekigambo kya Katonda bwe kitatwalibwa nga kikulu, awo kiki ekiyitibwa "Eddoboozi lya Katonda" tekiyinza kubeera ddoboozi lya Katonda. Katonda yalaga ebirowoozo bye eby'obulokozi mu Kigambo kye. Lwaki abantu abeteekewo bokka na bokka mu bifo bya waggulu tebalina kye babuulira bantu okuva mu mwaka 1965 okutuuka mu 1985? Katonda talina kye yakola okuva mu bbanga ery'emyaka egyo era n'atatandiika nate okutuusa mu 1985? Mukama atute nnabbi we, wabula okwongera ku ekyo yateekawo ekubo nti obubakaka busobole okweyongera mu maaso awatali kutataganyizibwa. Ani eyandigumidde okugaana kino?

Tekirina makulu okutonatona entaana ya nnabbi ng'agazimbibwako mu ngeri ey'omuwendo omungi era n'ebateekateeka ekifo nga kyakulamaga, nga mu byonna temukkiriza ebyo Katonda byali kukola mu kaseera kano. Abawandiisi n'abafaalisaayo nabo edda baatona amalalo g'abannabbi? Abaana ba Katonda ab'amazima batwala ekyo mu mutima Mukama yennyini be yagamba ku abo be yayita era ne b'eyatuma, "Abawulira mmwe, ng'awulira nze; anyooma mmwe ng'anyooma nze; n'oyo anyooma nze ng'anyoma eyantuma." (Lukka 10:16).

Tuli kumpi nnyo okutuuka ku ntiko yaffe. Ng'okutegeeza kw'assaddaaka ebiweebwayo by'endagaano enkadde kyawandiikibwa, " …ebitayinza kumutuukiriza oyo aweereza mu bigambo by'omwoyo." (Abaebbulaniya 9:9). Mu kulaga ssaddaaka eweebwayo etuukiridde eya Yesu Kristo ku musalaba tusoma, "Kubanga olw'okuwaayo ssaddaaka emu yatuukiriza okutuusa emirembe gyonna abatukuzibwa ." (Abaebbulaniya 10:14).

"Mutuukirize essanyu lyange, mulowoozenga bumu, nga mulina okwagala kumu, omwoyo gumu, nga mulowooza bumu; temukolanga kintu kyonna olw'okuyomba newakubadde olw'ekitiibwa ekitaliimu, wabula mu buwombeefu buli muntu agulumizenga munne okusinga bwe yeegulumiza yekka." (Abafiripi 2:2-3).

"…nduubirirwa okutuuka awawakanirwa awali empeera ey'okuyita kwa Katonda okwa waggulu mu Kristo Yesu. Kale ffe fenna abaatuukirira, tulowoozenga ekyo: era bwe mulowooza ebirala mu Kigambo kyonna, era Katonda alibabikkulira n'ekyo." (Abafiripi 3:14-15).

"Kale tutyenga nti okusuubiza okw'okuyingira mu kiwummulo nga bwe kukyatulekeddwa, omuntu yenna ku mmwe aleme kulabika nga takutuuseeko."  (Abaebbulaniya 4:1).

"Awangula ndimuwa okutuula awamu nange ku ntebe yange ey'obwakabaka, era nga nange bwe nnawangula, ne ntuula wamu ne Kitange ku ntebe ey'obwakabaka." (Okubikkulirwa 3:21).

Omuntu yenna akkiriza obunnabbi bwa Baibuli obutuukirira leero era n'ategeera omugaso gw'ebyo ebiriwo kaseera kano, ebintu ebikyukakyuka mu nsi bijja kutuuka ku nkomerero yaabyo nti tuli kumpi nnyo okutuuka ku ntiko yaffe. Kimu ekirungi okutunulirwa ebintu ebiriwo mu kaseera kano, eky'okutunulwa ekirala Isiraeri, n'ensi z'abasiramu era n'eteekateeka y'okwegatta kw'enzikkiriza era n'okwegatta mu by'obufuzi mu bulaya, okutunula mu nkulankulana y'ensi, ekirala okutunula mu bukulembeze bw'ensi era n'olyoka otunula e Roma – ebyo byoka bituleeka ng'atukyetaga okutunula waggulu, kubanga Mukama waffe yagamba, "Naye ebigambo ebyo bwe bitanulanga okubaawo mutunulanga waggulu, muyimusanga emitwe gyammwe; kubanga okununulibwa kwammwe kunaatera okutuuka." (Lukka 21:28-36).

"Kale tutyenga nti okusuubiza okw'okuyingira mu kiwummulo nga bwe kukyatulekeddwa, omuntu yenna ku mmwe aleme kulabika nga takutuuseeko."(Abaebbulaniya 4:1).