Ebbaluwa Omwezi - gw'ekkumi n'ebiri 2005

Okutunula kumu okusembayo okw'emyaka makumi ana agaayita

« »

Mu myaka 1960s nali buulira mu mawanga g'ebuvanjuba bwa Bulaya. Emabegako edda "Iron curtain" okulwanagana mu by'obufuzi kwali ku kyeyongera oluvannyuma lwa sematalo ow'okubiri era ng'asikyangu ku senseera munda. Ng'oggyeko ekyo Ekigambo ky'amala ne kituuka ebuvajuba bwa Bulaya. Oluvannyuma lwa 1989, sakyalira kibuga kya Moscow kyoka, wabula munda mu Soviet Union, n'okutuukira ddala mu Ural era ne Siberia, era n'ebuvajuba wa Bulaya yenna. Waliwo obuvunanyizibwa bunene obwegattiddwa ku kuyitibwa kwa Katonda, obuvunanyizibwa obunene ku nsi. Era abo abalina okutya kwa Katonda bategeera nti singa nate gyogera ku bumanyirivu buno obw'omugaso, awo wokka ng'aduubirirwa okuwa omusana ku ebyo Katonda byakola olw'ekisa kye, mu bw'esigwa bwe eri ekkanisa. Waliwo obumanyirivu obw'obuntu abakkiriza bwe balina, ng'okukyusibwa, okuzaalibwa okuggya, okubatizibwa kw'omwoyo omutukuvu, okuwonyezebwa, n'ebirala bingi. Era waliwo obumanyirivu buterevu obuyungiddwa ku nteekateeka ey'obulokozi era nga bya makulu mangi eri ekkanisa. Bannabbi n'abatume baalina obumanyirivu ng'abantu, wabula ng'obumu buyingiddwa ku kkanisa n'etegeka z'aKatonda ez'obulokozi. Kino okusingira ddala kigenda eri Omutume Pawulo era mu ngeri y'emu n'ow'Oluganda Branham, kubanga bombi baalina okulagirwa okw'enjawulo.

N'andyagadde nate okuwa ekyokulabirako ku kiseera oluvannyuma lw'omwaka 1965. Okuvira ddala ku Lubereberye Ow'oluganda waffe omwagalwa Alexis Barilier yayimirira olw'obubaka. Katonda yamukozesa mu kusooka mu mawanga agogeera olu French mu Bulaya era n'oluvannyuma mu mawanga ga Afrika n'okusukawo. Ye n'ekibina kye baatwala obuvunanyizibwa obw'okukyusa okubuulira kw'ow'Oluganda Branham mu era n'e bitabo byaffe mu lulimi olu French. Akya kola engendo ze mu mawanga ga Afrika okubuulira Ekigambo eky'amazima ekya Katonda. Empeera ennene erindiridde ow'oluganda waffe ow'omuwendo. Yamanya ow'Oluganda Branham ng'omuntu, yeetaba mu nkunggaana ze mu 1955 mu Switzerland era nga eyalaba n'amaaso ge era ku lw'ensonga eyo ng'asobola okuwa obujulizi n'obugumivu bw'ebyo Katonda byakoze mu biseera byaffe.

Ow'oluganda Etienne Genton naye yeetaba mu nkunggaana z'ow'Oluganda Branham n'alaba obuweereza obw'enjawulo. Obuweereza bwe bubadde bwa mukisa munene okuvira ddala ku Lubereberye, okusooka mu Italy era n'etulyoka tugenda mu mawanga mangi. Muganda waffe naye akyusa okubuulira kw'ow'Oluganda Branham era n'ebitabo byaffe mu lulimi olu Italian. Ab'oluganda bano bombi baawaayo obulamu bwabwe eri obuweereza bwa Mukama. Mazima ddala bagabana ekigambo kya Katonda ng'ababawa emmere ey'omwoyo.

Ow'oluganda Detlef Mehnert, eyatwalibwa ewaka mu kitiibwa mu mwezi gw'okuna 2003, yalina obw'enjawulo, wabula nga ky'enkanyi omulimu ogw'omgaso. Bwe yali nga tali kumirimu gye egy'okusaka amawulira, yatandiika okuteekawo empuliziganya n'abamaddini oluvannyuma lwa 1989. Mukama yamukozesa mu ngeri ey'enjawulo ennyo. Okuyita mu ye n'asobola okwogerako okumala ssabbitti enamba ku setendekero ekulu erya Moscow eri abasomi bonna abasoma eby'enzikkiriza ya Baibuli. Olw'ebirubirirwa bye ebyali ebyamaanyi, yawangula mu kufuna endagiriro empya nnyingi mu nsi yonna, yadde ne mu mawanga g'abayisiramu. Isiraeri yali ekwata ekifo eky'enjawulo mu mutima gwe, era yaleeka emabega ekimanyiso ky'ebigere bye mu bwakabaka bwa Katonda. Empeera ennene erindiridde ow'oluganda ono omwagalwa mu kitiibwa.

Okuyita mu myaka egyayita Ow'oluganda okuva mu Paris, Didier ne Gilbert, Ow'oluganda Leonard okuva mu Brussels, Ow'oluganda Urs Graf okuva mu Switzerland, era n'ow'Oluganda Walter Muller okuva mu Austria babadde ba mukisa eri ab'oluganda bangi mu mawanga ag'enjawulo. Nkumi n'akumi z'aboluganda bangi mu nsi yonna basigadde nga bagenda mu maaso n'ekigambo era ng'abaweereza abantu ba Katonda. Abamu ku bo bavunanyizibwa ku makunggaaniro amanene n'emilimu gy'obuweereza. Tubegattako bonna mu kwagala kwa Katonda.