Ebbaluwa Omwezi gw’okuna 2009

OKW‘EGAANA OKUTTA KW‘ABAYUDAAYA EKIRINDI

« »

Esomo lino teriyinza kutebekezebwa n’akulangiri mu kunonyereza okuva mu Vaticani oba okulangirira okuva ku luuyi oluwakanya. Omuntu yenna ayagagala okutegeera ensibuko y’ebyo ebyakolebwa ku Bayudaaya mu kiseera kya “Third Reich” alina okuddayo emabega mu byafayo okusingako Akakiko akatawuluzi akaali ak’ekkanisa ya Catholiki mu ba spana (Spanish inquisition), mu kiseera ekyo abantu Abayidaaya kakumi baayokebwa awamu ne Torah zaabwe era ne Talmud era n’Abayudaaya abaasigalawo ne bagobebwa okuva mu Portugal ne Spain, n’okutuusa ensi ng’amawanga galangiriddwa okubeera nga galekuddwa okuva ku Bayudaaya mu 1492. Tulina okuddayo emabega n’okusingako okutiibwa kw’abantu ekirindi (seven crusades) (1096-1292 AD), Obukadde 22 bw’abanamawanga, abayisiramu, era n’Abayudaaya battibwa. Kituufu, tulina okuddayo emabega ku kulangirira kw’aba bajjajja b’ekkanisa ya Catholiki ku nkomerero y’ekyasa eky’okubiri era n’ekyokusatu. Obulimba bwabwe ku Bayudaaya ky’afuuka omusingi gw’obukyayi obw’eyongedde ku Bayudaaya n’okutuusa mu kiseera kyaffe.

Mu kwegatta ku kino amanya agagberera gogerwako: Justin, Ireneus, Cyprian, Athanasius, Eusebius, Ephrem, Chrysostomus, Hieronymus, Hilarius, Ambrosius, ne Augustin. Ekkanisa y’eggwanga mu bwakabaka bw’abaruumi, eby’atondebwawo okuva mu kiseera ekyo tebyefaananyizako n’akatono ku kkanisa ya Yesu Kristo, nga bwe kikkirizibwa abangi. N’okutuusa ku kuyiganya kw’abakristayo okusembayo wansi wa Diocletian, okwaliwo n’okutuusa mu 312, waali tewaliwo kkanisa emu, wabula egyatika ez’enjigiriza ez’enjawulo. Mu mwaka 313 Constantine yalangirira okukakasibwa kw’enzikkiriza eky’obukristayo. Mangu ddala oluvannyuma, mu mwaka 321, n’aggaana Abayudaaya okukumanga Sabbiitti, n’akibateekako okukkiriza olunaku olusooka mu nnaku omusanvu, era n’afuula amakungganiro gaabwe okubeera ebiyumba by’ente.

Bajjajja b’ekkanisa abazibe b’amaaso, abaatasembeza kukyusibwa okujja eri Kristo wabula abaakkiriza obukristayo nga enzikkiriza yabwe, baali bavunannyizibwa ku balabe b’enkola y’Abayudaaya. Baaggaana Abayudaaya awamu n’endagaano enkadde era mu kusekerera ne bateeka ku Katonda Omu owa Isiraeri “bakatonda abassatu.” Buli kikolwa ekibi kyaweebwa omukisa mu nkola yaabwe ey’obusatu “mu linnya lya kitaffe era n’ery’Omwana era n’omwoyo omutukuvu.” Okuva kw’olwo ekkanisa wonna ebadde ekozesa enkola eno etali y’amu byawandiikibwa, etaava mu kammwa k’abatume. Ensigo eyasigibwa ne bajjajja b’amakkanisa gano agaasooka gaze nate emirundi mingi mu kkanisa ya Roma okuyita mu byassa byonna. Olupapula lw’amawulire olwa German “Der Spiegel” ekiteeka mu ngeri esinga obulungi mu mwezi gw’okubiri ensonga ya 2009: “Ng’ewuzi emyufu Okusoosoola Abayudaaya nga ku genda mu maaso okuyita mu byafayo by’ekkanisa byonna – bulijo musaayi omumyufu.”

Oluvannyuma lw’okutta abantu ekirindi okw’asooka, kw’afuuka kwa kutta nga balwannyisa Abayudaaya mu bibuga bya German ekya Trier, Speyer, Worms, ne Cologne mu 1096, n’ekuleetawo okufa kw’Abayudaaya bangi ga kakumi. Mu kuteesa kwa Lateran okwa 1215 ekiragiro kyayisiibwa nti Abayudaaya balina okwambala akabonero. Okuyita mu byassa byonna, okwekalakasa okwalimu okutta abantu abangi kwakolebwa okusingira ddala mu mawanga g’abulaya ag’abaCatholiki mu buli kiseera. Tusanga biwandiikidwa ebifo eby’omugoteko, okuteekebwako obubonero, okuggyako, era n’okusoosola Abayudaaya. N’enkola ey’olunaku lw’okutiibwa kwa Yesu Kristo omwali okulangirira ebigambo ebityobola Abayudaaya. Buli mu Catholiki omulungi yalina okutwala abayudaaya ng’abantu abaaggaanibwa era abassi ba Kristo era aba Katonda, nga bwe baayitibwanga ne bajjajja b’amakkanisa. Ensigo eno nayo yajja mu kiseera eky’oluvannyuma eky’obulamu bwa Martin Luther, mu mwaka 1543 yawandiika yawandiika ekitabo omutwe gw’akyo “Ebikwata ku Bayudaaya n’obulimba bwabwe.” n’amakkanisa ga Orthodox nga tegagiddwako. Ku nkomerero y’ekyasa kye 19th, waaliwo omuyaga ow’okwekalakasa okw’okutta Abayuddaaya mu Russia.

Awatali kunyoonyoola kungi kwonna, kiyinza okwogerwa nti mu biseera byonna ebya government mu German tewabeerangawoko kuyiganya kw’abayudaaya kwonna. Nga bwe kitali ku kino, abayudaaya baatwalibwanga okubeera n’eddembe ly’obutunze obwenkana era baali bafuna omulimu gwonna. Baali balamuzi, Banamateeka, basaawo, basubuzi n’ebirala bingi ng’aba German abalala bonna.

Mu byafayo by’akaseera akaayita emabega, omwaka 1929 gw’aleeta ekyukakyuka Mr. Benito Mussolini ku lwe kubbo ly’endagaano ya Lateran mu mwezi gw’okubiri 11 yayamba ekkanisa okufuna amaanyi amaggya bwe yasasulira ebanja lyabwe ery’ensimbi akawumbi kamu (1.75 billion lira) era n’okuwa ekirabo Vatican hectares 44 ag’ettaka ng’amatwale gaabwe. Ne walyoka wajja endagaano wakati w’obwakabaka bwa Italy ne Papa Pius XI ow’ekkanisa ya Catholiki abaruumi. Omwaka guno, 2009, Vaticani eyinza okujaguza omwaka g’wayo ogw’ekinana mu kubeerawo kwayo mu kiseera kya kaakano.

Mu mwezi gw’omusanvu 1933 endagaano wakati wa Vaticani ne Hitler omuGerman yasibbwako omukono; bw’etyo, ekkanisa ya Roma yatwala ebifo byonna eby’amaanyi ku bakyise baayo. N’okufuga okwali kubutikidde okw’aba Catholiki kw’eyongerera ddala mu biseera bya Hitler, Yali yeyimusa nnyo okubeera nti yayiga bingi okuva ku kibina ekitwala eby’enzikkiriza. Okusoosoola Abayudaaya ne kukkirizibwa. Omu ayinza okusoma ku bulimba obuteekeddwa ku Bayudaaya ne Dr Karl Lueger, Eyali Mayor ow’ekibuga Vienna okuva mu 1897-1920. Okuva ku ye Hitler kwe yafuna obulimba obwasooka ku Bayudaaya. Waliwo n’ebyawandiikibwa mu byafayo ebibi ebyogera ku somo lino n’omuwandiisi Heinrich Himmler mu Bavaria, Julius Striecher, von papen, Dr Joseph Geobbles, era nabala bangi. Mu kwog era kwabwe, Abayudaaya baalina okuyiganyizibwa, okugobebwa, oba okuttibwa, kubanga baali baaggaanibwa Katonda. N’olwekyo, tekitutiisa ffe nti encambi ez’okufa omukaaga, ng’amwotwalidde Auschwitz/Oswiecim, byazimbibwa mu nsi eyalina ekitebe ky’obu Catholiki eya Poland.

Okusalawo kw’aba Catholiki ad’edda okw’abajjajja b’ekkanisa, abaalangirirwa okuba abatuukirivu, yafuka ensonga ensukulumu mu kkanisa ya Catholiki ey’abaruumi. Omuntu yenna ayinza okugenda mu bitabo eby’enjawulo okunonyereza ki ekyalangirirwa. N’ebintu nga “Omuntu yenna atta Omuyudaaya atabaganya okufa kwa Kristo.” eyo y’ensonga lwaki obukadde bw’Abayudaaya bw’attibwa mu butanwa. Omuntu yenna akitwala yennyini okusoma obutabo obusuka enkumi nya obwogera ku sematalo ow’okubiri n’okutta abantu Abayudaaya ekirindi, omwannjuzi ajja okutegeera obukyayi ku Bayudaaya gye bw’asibuka era ne lwaki okuyiganyizibwa n’okuttibwa abangi bwe kw’asooboka.

Kituufu, ekkanisa mu butongole erina obutakwatagana na Mr. Hochhut, ono mu 1963 yafulumya akazanyo “The vicar,” awo yalaga omulimu Papa Pius XII gwe yakola mu kiseera ekyo. Ekibuuzo kirina okubuuzibwa: Lwaki Vaticani ddala eggaana okubikkula ebyama ebiterekeddwa mu materekero gaabwe okuva mu mwaka 1939-1945? Papa Pius XII yaweebwa ekifo kye ekimugwanira mu kizimbe ky’obuswavu “House of shame” eky’ekijjukizo ey’abantu abayudaaya abattibwanga ekirindi Yad Vashem mu Yerusaalemi. Ekyateekebwawo nti olw’okusirikirira kwe yayagala okuziyiza ebintu ebibi okubeerawo ekiwulikika ng’okusekerera mu kulaga ebintu ebyakolebwa. Papa Benedicto XVI akyakalambidde nti ekifaananyi ekiraga omusajja ow’amaanyi kirina okuggibwawo nga tannaba kujja mu Yerusaalemi mu mwezi gw’okutaano 2009.

Tulina okuleka ekitundu kino ekisinga obubi eky’ebyafayo by’omuntu eri entebe enjeru ey’omusango. Ekibuga ekikulu eky’ensi ekya Roma mu bulambulukufu ky’ogerwako mu kitabo ky’okubikkulirwa 17+18 mu lunyiriri olusembayo tusoma, “Era n’omusaayi gwa bannabbi n’abatukuvu n’ogwa bonna abattibwa ku nsi gwalabika mu ye.”

Mu kuwa ekyokulabirako kya Isiraeri ne Yerusalemi, ebisuubizo byonna Katonda bye yabawa kaakano bituukirira: “Kale yogera nti bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti Ndibakunggaanya okubaggya mu mawanga, ne mbayoola okubaggya mu nsi mwe mwasaasaanyizibwa, era ndibawa ensi ya Isiraeri.” (Ezeekyeri 11:17; Lukka 21:24). “Era ndibasimba ku nsi yaabwe, so tebalisimbulwa nate mu nsi gye mbawadde, bw’ayogera Mukama Katonda wo.” (Amos 9:9-15). Katonda abawe omukisa abantu be ab’endagaano Isiraeri! Amiina.

“Nange naabawanga omukisa abanakusabiranga ggwe omukisa, n’oyo anaakukolimiranga nange naamukolimiranga nze; ne mu ggwe ebika byonna eby’omu nsi mwe biriweerwa omukisa.” (Olubereberye 12:3).

Amazima g’agenda mu maaso; amazima galibeera n’obuwanguzi. Zibwamu amaanyi, Mukama anakukolera ebintu byonna bulungi ye yennyini.

Olw’okulagirwa kwe

Brother Frank