Circular Letter
Ebbaluwa Omwezi gw’okuna 2009
Ewald Frank
Literature
Chapters
Baruumi 1:1-5: “Pawulo omuddu wa Yesu Kristo eyayitibwa okuba omutume, eyayawulirwa enjiri ya Katonda, gye yasuubiriza edda mu bannabbi be mu byawandiikibwa ebitukuvu, … eyatuweesa ekisa n›obutume olw›okuwulira okuva mu kukkiriza mu mawanga gonna, olw›erinnya lye …”
Chapter 1
Okulamusa okw’enjawulo eri mmwena, ab’oluganda bange abaagalwa ne bannyinaffe mu Kristo mu mawanga gonna ag’enjawulo, ne kigambo okuva mu Baruumi 1:1-5: “Pawulo omuddu...
Biki ebikolebwa kaakano?
Mu kubuulira kwe okw’okubiri Omutume Peetero yali yayogera edda amazima nti Omununuzi asigala mu ggulu okutuusa ng’ekiseera ky’okulongoosezamu ebintu byonna Katonda by...
ABAZAALIBWA KATONDA BAGABANIRA WAMU OBUZAALIRWANA BWA KATONDA (2Peetero 1:3-11)
“Ezzadde lirimuweereza …” (Zabbuli 22:30; Isaaya 53:10; a.o.) era n’asembeza obuzaalirwana bwa Katonda 2Peetero 3:7). Bonna abaazaalibwa Katonda era nga baazaalibwa om...
OKUKOMAWO KWA KRISTOERA N‘OKUJJA OKW‘ENJAWULO
“Era oba nga ngenda okubateekerateekera ekifo, ndikomawo nate ne mbatwala gye ndi, nze gye ndi, nammwe mubeere eyo.” (Yokaana 14:3). Ow’oluganda Branham yagamba: “Wali...
ULIMU NE SUMIMU - OMUSANA N‘OMUSANGO
Alooni yalagirwa, “Era olikola eky’omu kifuba eky’omusango, omulimu omukozi ow’amagezi … era oliteeka mu kyomukifuba eky’omusango gwa Ulimu ne sumimu; era binaabanga k...
OKUYAMIZIBWA KU BULI DALA
“Yesu n’addamu n’abagamba nti Mulabe omuntu yenna tabakyamyanga.” (Matayo 24:4). “Kubanga w’alijja baKristo ab’obulimba, ne bannabbi ab’obulimba, n’abo balikola obubon...
ERINNYA YAKUWA
Mu mwezi gw’ekkumi n’emu 19, 2008, Vaticani yalangirira ekiragiro nti erinnya lya Katonda, Yakuwa, terikya kozesebwa mu kusinza kw’aba catholiki. Ekibina eky’enjawulo ...
BONNA BALINA KATONDA Y‘OMU?
Mu biseera ebitono ebiyise tusigala nga tuwulira ebigambo “Fenna tulina Katonda y’omu!” Ekyo tekiyinza kusoboka kubeera ky’amazima. Kituufu, waliwo Katonda omu eyebikk...
OKUBATIZA
Mu biseera bitono ebiyise Eddiini ya Baptist yasomozebwa mu kibina ky’okwegatta kw’enzikkiriza z’ensi yonna okukkiriza okubatiza abaana abato okw’amakkanisa ng’okubati...
ENSI MU BUTABANGUKO
Twali tusuubira ebintu bingi ebinene okubeerawo, wabula tebyateekerwateekerwa ku lw’obutabanguko obungi obuli kukankanya ensi yonna mu kiseera kino. Ebyatandiika ne zi...
OKW‘EGAANA OKUTTA KW‘ABAYUDAAYA EKIRINDI
Esomo lino teriyinza kutebekezebwa n’akulangiri mu kunonyereza okuva mu Vaticani oba okulangirira okuva ku luuyi oluwakanya. Omuntu yenna ayagagala okutegeera ensibuko...
Foto
Ekifaananyi ekyakubibwa mu mwezi gw’okusatu 2009 kiraga abakadde Ow’oluganda Leonard Russ n’oW’oluganda Pawulo Schmidt awamu n’ow’Oluganda Frank. “Abakadde abafuga obu...
PDF
EPUB