Circular Letter

Ebbaluwa 2006 Omwezi gw'okussatu/n'ogw'okuna

Ewald Frank

library_books Kapitel: 6 calendar_month 7. 9. 2020

Navigate

Kapitel

expand_more

Navigate

Kapitel

Jump to any chapter without leaving the reader.

Ab'oluganda abaweereza okuva mu nsi Yonna balaze obukakafu bwabwe eri obuweereza buno era batumye ebibuuzo ebikwata ku bigambo Ow'oluganda Branham bye yayogera. Mu kwagala kwa Katonda njja kufuulumya ebibuuzo n'okuddamu mu kitabo eky'enjawulo mu bwangu nga bw'esobola.

Ekibuuzo ekisinga kiri nti oba wajja kubaawo ebiseera ebanga lya myaka essatu ne kitundu oba myaka musanvu wakati wo kukwakulibwa era n'olubereberye lwo kufuga kwe myaka olukumi. Nga mu ntandikwa y'okuddamu njagala kubalaga mu kifaananyi kino mu bbaluwa eno ekyakubibwa n'ow'oluganda Branham mwennyini, kye nakomawo n'akyo nze mwennyini okuva mu jeffersonville. Okulambulula okuwandike kujja ku beeramu eby'okuddamu eri ebibuuzo ebilala byonna.

Ebibuzo ebitalimu makulu, nga ekyo eky'ejjiba nga liva okuva ku malaalo mu Jeffersonville, oba erangi za musoke zali zimulisiza olusozi ekyali kilaga ebyafayo by'omuntu, mu mazima ddala sigenda kukola kw'ebyo.

pastedGraphic.png

Banga ki eggwanga lya Switzerland bwe banasobola okukuma egwanika lya Swiss Frank ne lisigala nga lye kamala byonna"currency oasis" mu nsimbi Euro-yeetwala semakati wa bulaya? Ekyokulabirako eky'ensimbi za Swiss Euro coins munana ekya kyumisibwa nga kya busuubuzi. Ebirala bina goberera ng'ebiro bituuse.

pastedGraphic_1.png

Available translations