Circular Letter

Ebbaluwa 2006 Omwezi gw'okussatu/n'ogw'okuna

Ewald Frank

library_books Kapitoly: 6 calendar_month 7. 9. 2020

Navigate

Kapitoly

expand_more

Navigate

Kapitoly

Jump to any chapter without leaving the reader.

Kapitola 6

E'ngendo z'obuweereza

6 / 6

Kulw'ekisa kya Katonda, kyali n'amaanyi okw'eyongerayo n'obuweereza mu nsi yonna nga mu myaka amakumi anna agayise. Ndi mu kakafu nti enkunggana munana ez'enjawulo, ze n'asobola okumaliriza ez'ategekebwa mu Pakistani oluvannyuma lw'okukumilira kw'emyaka omwenda, mazima kinavamu ebibala by'omwoyo kulw'obuitaggwaawo. Ku lw'okutano, ogw'okusatu nga 10, 2006, abantu g'enkumi ssatu bakuggana mu kibuga kya Lahore mu lukuggana lwa wabweeru, wansi w'obukumi bwa Police ku lw'obukubagano bw'enzikkiriza mu ggwanga. Ekigambo kya Katonda ekituufu kigendera ddala mu maaso mu nsi yonna era n'abasembayo bali ku yitiibwa.

Abagalwa ab'oluganda ne banyinaze, n'andiagadde okulaga okusima kwange ku lw'obuwangizi bwammwe obw'esigwa ku lw'emirimu gy'obuweereza buno obw'ensi yonna era ne mubumalirivu mmwebale okuzijukiranga mu kusaba kwammwe bulijo, okugobereera buli gy'engenda.

N'okutumibwa kwe Br. Frank

Available translations