Ebbaluwa Omwezi gw’okuna 2009
“Yesu n’addamu n’abagamba nti Mulabe omuntu yenna tabakyamyanga.” (Matayo 24:4). “Kubanga w’alijja baKristo ab’obulimba, ne bannabbi ab’obulimba, n’abo balikola obubonero obukulu n’eby’amagero; n’okukyamya bakyamye n’abalonde, oba nga kiyinzika.” (v. 24).
Mu byassa ebyayita, okukomawo kwa Kristo kwe tulindiridde telyali somo ekulu mu makkanisa. Mu biseera bitono ebiyise, naye, bonna boogera ku ekyo; bakozesa n’ekigambo “Parousia,” – okuva mu Vaticani okutuukira ddala ku ddini erisembayo.
Bwe yali ayogera n’abantu mu mwezi gw’ekkumi n’emu 12, 2008, Papa Benedicto XVI yalonda esomo “Marana tha = Jjangu, Mukama Yesu” era n’addinggaana ng’awa ekyokulabirako ku ekyo Pawulo kye yawandiika mu 1Abakkolinso 16:22, ng’agamba “Marana tha.” enaku zino ebigambo eby’enjawulo ebikozesebwa ku masomo ga Baibuli nga “Omubiri gwa Kristo,” “Omugole w’Omwana gw’endiga,” “Ekkanisa ya Yesu Kristo” kitundu ku bigambo ebisinga okukozesebwa mu kkanisa ye Roma era ne mu makkanisa amalala gonna. Benedicto XVI n’okwogera n’ayogera nti Omutume Pawulo yateeka esira mu 2Abasessaloniika 2 nti ng’okukomawo kwa Kristo tekunnatuka walibeerawo “Apostasy,” ekitegeeza okugwa okuvira ddala ku kukkiriza. Ekkanisa y’abaruumi ebaddewo wokka okuva mu biseera bya Constantine era ng’aterina kintu kyonna ekifaanana n’ekyekkanisa ya Yesu Kristo era by’ekkiriza tebirina kakwate konna na Baibuli, ka kibeere mu njigiriza oba bikolwa. Mu kubbo lyerimu si kkanisa n’emu ku makkanisa amalala eyinza okuwangula ekigezo ky’ekigamo. Kya mugaso ki okwogera ku “apostasy” ekitegeeza okuva ku kukkiriza singa omuntu yenna ddala takitwala mu bulamu bwe ye k’ennyini? Ekibikkula ennyo byali bigambo ebyaddako ebya Papa aliko, bwe yagamba nti Pawulo teyanyoonyoola kimala omubala abakristayo ab’edda oluvannyuma ekyayitibwa “omulabe wa Kristo.”
Eky’amazima, okunyoonyoola kulambulukufu singa omuntu asobola okukilaba. Ekyawandiikibwa ekikulu ekikwata ku mulabe wa Kristo mu 2Abasessaloniika 2 kiri nti akola okuyingira kwe mu kwegatta n’okugwa okuva ku kukkiriza “apostasy” nga “Omuntu oli ow’okwonoona” “Omwana w’okuzikirira,” aziyiza Kristo era eyeegulumiza okusinga buli kintu ekiyitibwa Katonda oba ekisinzibwa, n’okutuula n’atuula mu Yeekaalu ya Katonda, nga yeeraga yekka nti ye Katonda. Wano we tusanga akabonera okatwawula: omulabe wa Kristo ye “atamanyi mateeka,” ekitegeeza ye musajja okuva mu mawanga, si Muyudaaya, kubanga abayudaaya be bantu b’amateeka” –Torah.
Mu bikolwa by’abatume 2:23 Omutume Peetero yayogerera mu bayudaaya mu kubalaga okukomererwa kw’oyo eyafukibwako amafuta n’ebigambo bino: “Oyo … mwamutwala era n’emikono gy’abantu ababi ne mumukomerera …” Yali awa kyakulabirako eky’abaruumi, eri Pilato, eyalangirira okusalawo mu kubuuliriza kwe, era n’eri abalwanyi ab’aruumi abaamukomerera ku musalaba era oluvannyuma ne baagabana ebyambalo bye (Yokaana 19:23).
Abantu ba Isiraeri be bantu b’amateeka. Mukama Katonda yennyini yakka wansi ku lusozi Sinaayi era mu kusooka n’awa amateeka ekkumi eri Musa era nalyoka aleeta amateeka gonna. Ebyokulabirako bingi ebya Baibuli bisobola okuweebwa ku somo lino. Si mu ngeri yonna omulabe wa Kristo w’ayinza okubeera Omuyudaaya; ye musajja okuva mu mawanga, atamanyi mateeka, aryeyongera ewala ennyo ddala okutuula mu Yeekaalu ya Katonda era ne yelaga yennyini okubeera omukise we (2Abasessaloniika 2:4).
“Yesu n’addamu n’abagamba nti Mulabe omuntu yenna tabakyamyanga.” (Matayo 24:4). “Kubanga w’alijja baKristo ab’obulimba, ne bannabbi ab’obulimba, n’abo balikola obubonero obukulu n’eby’amagero; n’okukyamya bakyamye n’abalonde, oba nga kiyinzika.” (v. 24).
Mu byassa ebyayita, okukomawo kwa Kristo kwe tulindiridde telyali somo ekulu mu makkanisa. Mu biseera bitono ebiyise, naye, bonna boogera ku ekyo; bakozesa n’ekigambo “Parousia,” – okuva mu Vaticani okutuukira ddala ku ddini erisembayo.
Bwe yali ayogera n’abantu mu mwezi gw’ekkumi n’emu 12, 2008, Papa Benedicto XVI yalonda esomo “Marana tha = Jjangu, Mukama Yesu” era n’addinggaana ng’awa ekyokulabirako ku ekyo Pawulo kye yawandiika mu 1Abakkolinso 16:22, ng’agamba “Marana tha.” enaku zino ebigambo eby’enjawulo ebikozesebwa ku masomo ga Baibuli nga “Omubiri gwa Kristo,” “Omugole w’Omwana gw’endiga,” “Ekkanisa ya Yesu Kristo” kitundu ku bigambo ebisinga okukozesebwa mu kkanisa ye Roma era ne mu makkanisa amalala gonna. Benedicto XVI n’okwogera n’ayogera nti Omutume Pawulo yateeka esira mu 2Abasessaloniika 2 nti ng’okukomawo kwa Kristo tekunnatuka walibeerawo “Apostasy,” ekitegeeza okugwa okuvira ddala ku kukkiriza. Ekkanisa y’abaruumi ebaddewo wokka okuva mu biseera bya Constantine era ng’aterina kintu kyonna ekifaanana n’ekyekkanisa ya Yesu Kristo era by’ekkiriza tebirina kakwate konna na Baibuli, ka kibeere mu njigiriza oba bikolwa. Mu kubbo lyerimu si kkanisa n’emu ku makkanisa amalala eyinza okuwangula ekigezo ky’ekigamo. Kya mugaso ki okwogera ku “apostasy” ekitegeeza okuva ku kukkiriza singa omuntu yenna ddala takitwala mu bulamu bwe ye k’ennyini? Ekibikkula ennyo byali bigambo ebyaddako ebya Papa aliko, bwe yagamba nti Pawulo teyanyoonyoola kimala omubala abakristayo ab’edda oluvannyuma ekyayitibwa “omulabe wa Kristo.”
Eky’amazima, okunyoonyoola kulambulukufu singa omuntu asobola okukilaba. Ekyawandiikibwa ekikulu ekikwata ku mulabe wa Kristo mu 2Abasessaloniika 2 kiri nti akola okuyingira kwe mu kwegatta n’okugwa okuva ku kukkiriza “apostasy” nga “Omuntu oli ow’okwonoona” “Omwana w’okuzikirira,” aziyiza Kristo era eyeegulumiza okusinga buli kintu ekiyitibwa Katonda oba ekisinzibwa, n’okutuula n’atuula mu Yeekaalu ya Katonda, nga yeeraga yekka nti ye Katonda. Wano we tusanga akabonera okatwawula: omulabe wa Kristo ye “atamanyi mateeka,” ekitegeeza ye musajja okuva mu mawanga, si Muyudaaya, kubanga abayudaaya be bantu b’amateeka” – Torah.