Ebbaluwa Omwezi gw’okuna 2009
Mu mwezi gw’ekkumi n’emu 19, 2008, Vaticani yalangirira ekiragiro nti erinnya lya Katonda, Yakuwa, terikya kozesebwa mu kusinza kw’aba catholiki. Ekibina eky’enjawulo ekitwala ekkanisa ey’aba Catholiki awo etuukirira akusaba kw’omukulembeze w’enzikkiriza Omuyudaaya eyali awaddeyo ensonga nti erinnya etukuvu erya Katonda lisobola okulangirirwa nate wokka mu Yeekaalu Empya egenda okuzimbibwa nate mu Yerusaalemi. Mu Baibuli ey’oluebbulaniya erinnya lino likikirirwa n’enyukuta nya zokka – YHWH (Yod Heh Waw Heh). Kyalangirirwa ne Katonda yennyini: “Katonda n’ayogera ne Musa, n’amugamba nti NZE YAKUWA: nalabikira Ibulayimu, ne Isaaka, ne Yakobo, nga Katonda Omuyinza w’ebintu byonna, naye mu linnya lyange YAKUWA saamanyibwa nabo.” (Okuva 6:2-3).
Bwe yali ayannjula amateeka ekkumi, Omuyinza w’ebintu byonna yagamba, “Nze ndi Mukama Katonda wo, eya kujja mu nsi y’emisiri …” awo nalyoka alagira, “Tolayiriranga bwereere erinnya lya Mukama Katonda wo: kubanga mu maaso ga Mukama omusango gulimusinga omuntu alayirira obwereere erinnya lye.” Erinnya ry’endagaano erya Mukama Katonda tukuvu nnyo nti terisobola kulangirirwa mu kudda ennyuma mu kiseera ky’okusinza. Katonda yennyini yakissaawo mu ngeri bw’eti era n’agamba, “… buli wantu we njijukiririzanga erinnya lyange ndijja gy’oli nange ndikuwa omukisa.” (Okuva 20:24).
Erinnya lino etukuvu lyali nga terikirizibwa okwogerwako ng’omuntu omufu agibwa mu nnyumba, kubanga Katonda si Katonda w’abafu, wabula abalamu: “N’alyoka ayogera nti Sirika; kubanga tetuyinza kwatuula linnya lya Mukama.” (Amosi 6:10) Ekyawandiikibwa kino tekyategerebwa n’abawandiisi Abayudaaya kubanga erinnya etukuvu Yakuwa yali tekirizibwa nate kwogerwako wonna. Mu mwaka 270 BC, e Baibuli ey’oluebbulaniya bwe yakyusibwa ne 70 oba 72, abawandiisi Abayudaaya mu Alexandria, Misiri, mu lulimi oluGreek, baakola ensobi enene: mu Septuagint (Baibuli ey’oluGreek mu ndagaano enkadde) baakyusa Yakuwa nga “Kyrios.”
Abawandiisi Abayudaaya mu Tiberias mu byonna tebali mu kusseekimu n’okukyusa kwa Septuagint era n’ekigambo “Kyrios” ku lwa Yakuwa. Naye, n’Abayudaaya oluvannyuma baateekawo “Adonai” era YHWH yawandiika bwe baali basoma Torah ekitegeeza ebitabo ebitaano ebyasooka ebya Baibuli ey’oluebbulaniya. N’okutuusa leero Abayudaaya basaba “Elohim Adonai” mu kifo kya “Elohim yahweh.” byonna ebisatu biraga Mukama – “Adonai,” “Kyrios,” ne Dominus” – tebirina kigatta buterevu ku Katonda. Adonai ayinza okuba omuntu alina obuyinza, Kyrios omufuzi, Dominus omudumizi, wabula si n’omu ku bo alina enkolagana buterevu ku Katonda yekka ow’amazima ey’ebikkula yennyini n’erinnya lye ery’endagaano “Elohim Yahweh.” okusibwawo kwa “Jehovah” nakyo kiva ku kuvunuula okukyamu era kyakozesebwa wokka okuva mu mwaka 1518 AD.